Amawulire

Abakazi ba FDC bakwekalakaasa

Ivan Ssenabulya

May 21st, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abekiwayi kyabakyala mu kibiina kya FDC bazeemu okubanja gavumenti, obwenkanya ku kiwamba nekitta bantu omuli nabakyala mu gwanga. Bano batongozza kawefube gwebatuumye “ekimala kimala” nga bategese nokwekalakaasa okwemirembe nga 21st June mu kibangairizi kya ssemateeka wano mu Kampala. Bwabadde ayogera ne banamwulire […]

Okuzimba ebibangirizi by’abannamakolero sibyakuyamba.

Ivan Ssenabulya

May 21st, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Banabyanfuna bakolokose entekkateeka za government ez’okuzimba ebibangirizi by’abanamakolero ebirara okwetoloola egwannga lyonna. Bino bigidde mukaseera nga government eyagala kuzimba ebifo ebiwerere dala 22 ng’omu kukaweefube owokusitula eby’amakolero mu gwanga Twogedeko ne Dr Fred Muhumuza nga  ono mukugu mu by’enfuna n’agamba nti bamusiga […]

Minisitule efunye esuubi mu balimisa abapya abaakawandiisibwa.

Ivan Ssenabulya

May 21st, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Minisitule  ekola ku by’obulimi eraze esuuubi nti abalimisa abapya abakawandiisibwa bakuyamba nyo mukubbulula eby’obulimi ebibadde bisaanawo. Twogedeko n’akulira abalimisa mu minisitule ekola ku by’obulimi nga ono ye Beatrice Byarugaba  n’agamba nti bakafunayo abalimisa 3000, newankubadde baali beetaga  5000. Ono agamba nti minisitule […]

Abayekera ba South Sudan bazeemu okuwamba abasubuzi ba uganda.

Ivan Ssenabulya

May 21st, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebulib. Abasubuzi ba Ugandan abakolera mu gwanga lya South Sudan basabiddwa okubeera ebegenderezza kubanga obutali butebenkevu buzeemu okweyongera nadala kunguudo ezoolekera ekibuga Juba okuva e Uganda. Kuno okulabula kugide mukadde nga abagambibwa okubeera abeyekera bakawamba  abantu 2 abaali mu kimotoka ky’abasubuzi, nga bano […]

Abadde ajjamu abakazi embuto bamukutte

Ivan Ssenabulya

May 18th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda Poliisi e Buikwe ekutte omusajja owemyaka 52 nga kigambibwa nti yayambyeko okujjamu olubuto. Omukwate mutuuze ku kyalo Kyamabale ekisangibwa mu Town Council ye Buikwe. Omwogezi wa poliisi mu ttundutundu lya Hellen Butoto ategezeza nti omukwate yali musawo e Buikwe wabulanga abadde aliko […]

Kamoga bamummye okweyimirirwa

Ivan Ssenabulya

May 18th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Eyali akulira abayisiraamu aba-Tabliq mu gwanga Amir Sheikh Yunus Kamoga kooti ejjulirwamu egaanye okumuwa okweyimirirwa. Sheikh Kamoga ali ku kibonerezo kyakusibwa mayisa ku misango gyobutujju egyamusingisibwa kooti enkulu ewozesa ba kalintalo. Mu nnamula ye omulamuzi Christopher Madrama asibidde ku awo wennyini, nga bweyalamula wiiki ewedde […]

Abalina emigabo mu UMEME bagobye Bigirimaana

Ivan Ssenabulya

May 17th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses Abalina emigabo mu kitongole kyamasanyalaze ki UMEME bagobye erinnya lyomuwandiisi owenkalakalira mu ministry yekikula kyabantu Pius Bigirimana eribadde lireteddwa, okubeera omu kuba director. Ba shareholders mu ttabameruka waabwe aatudde ku Sheraton Hotel mu Kampala balonze awatali kwesalamu, nebagoba Bigirimana obutatuula ku board. […]

Abaali ababaka baddukidde ewa sipiika nga bakaaba bwavu

Ivan Ssenabulya

May 17th, 2018

No comments

Bya Kyeyune Moses Obwavu obufumuka ngevvu nokusomozebwa mu bulamu obwabulijjo abamu ku baliko ababaka mu palamenti badukidde ewomukubiriza wa palamenti Rebecca Kadaga nga basaba buyambi. Bano bakulemeddwamu eyali ssabawoereza wa gavumenti Joseph Ekemu eyawererza ku mulembe gwa President Museveni, mu biseera bye ebyasooka. Ekemu yali […]

Gavumenti ya’kusalawo kubya UMEME mu 2021

Ivan Ssenabulya

May 17th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Ministry yamasanyalaze nebyobugaga ebyomu ttaka etegeezezza nti yakusalawo oba ekitongole kya UMEME kyakusigala nga kyekikola ku byamasanyalaze mu gwanga oba nedda mu mwaka gwa 2021. Bwabadde ayogerako eri banamawulire olwaleero ku byebakoze mumanifesto ya NRM mu mwaka okuva mu 2016, minister wamasanyalaze […]

Obwavu buli mu mambuka ga Uganda

Ivan Ssenabulya

May 17th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses Omukago gwa Bulaaya guliko ensimbi obukadde bwa Euro 5 nga bwebuwumbi bwa silingi 26 zebawaddeyo zitekebwe mu byobulimi mu mabuka ge gwanga. Kati eno abalimi bakwewola ensimbi zino okuyita mu Uganda development bank, basobole okwejja mu bwavu. Minister owekitundu kyamambuka ge gwanga […]