Amawulire

Raila Odinga yoomu ku basubirwa ku kwegatta kwaba UYD

Ivan Ssenabulya

May 17th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Akulira oludda oluvuganya gavumenti ya Kenya Raila Odinga wakwetaba ku mukolo gwokutongolnza ekibiina ekitaba abaliko ba musaayo mutto ba DP aba Uganda Young Democrats wiiki ejja nga 23rd omwezi guno. Kino kikakasiddwa ssenkaggale wa DP Nobert Moa mu lukungaana lwabanamwulire lwebatuzizza ku […]

Omusajja atuze omwana namuziika.

Ivan Ssenabulya

May 17th, 2018

No comments

Omupolisi akooneddwa motoka naafa.

Ivan Ssenabulya

May 17th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Police wano mu Kampala etandise okunonyereza ku motoka ekedde okukoona  abadde akulira police ye kyebando Kato Francis nga ono e mukoonye ku makya ga leero. Ayogerera police mu Kampala n’emiraano Luke Owoyesigyire agambye nti omuserikale ono ekiro kya leero abade yakoledde ku […]

Agambibwa Okutta Omuyindi omulala bamwongedeyo

Ivan Ssenabulya

May 16th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omulamuzi w’eddala erisooka mu kooti e Mukono Mariam Nalugya asindise omusango gw’omusajja agambibwa okukuba musiga nsimbi ebyasi ebyamutta mu kooti enkulu. Fred Gatukaya amanyiddwa nga Fredrick Muleefu owemyaka 45 nga mutuuze  e Banda e Nakawa asindikiddwa mu kooti enkulu. Ono avunaninwa ne banne […]

Omukozi wa gavumenti awawabidde gavumenti mu kakiiko

Ivan Ssenabulya

May 16th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Omukozi wa gavumenti addukidde mu kakiiko akanonyereza ku mivuyo mu ttaka ng’ayagala bamuliyirire ensimbi ezisoba mu nukadde 500. Saka James nga mukozi mu kitongole kya National Information Technology Autholity agamba nti government ngeyita mu Uganda land Board yatwaala ekyapa kye kati emyaka […]

Gavumenti egamba nti egenda kugula enyonyi 6

Ivan Ssenabulya

May 16th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Mu kawefube wokuzukusa ekitongole kya gavumenti ekye Uganda Airlines, gavumenti egamabanti egenda kugula enyonyi 6 ngomwaka guno tegunagwako. Bwabadde ayogera ne banamwulire ku bikoleddwa gavumenti mu ministry yebyentambula mu kisanja kya NRM opkusinziira kwebyo byebasubiza, minister webyentambula Monica Azuba Ntege ategezeza nti […]

Famire bbiri zikayanidde omwana

Ivan Ssenabulya

May 16th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Katemba alabiddwako ku poliisi e Mukono, famire bbiri bwezilwanidde omwana ow’emyaka 10 nga buli omu agamba nti yamulinako obuvunayizimbwa. Omwana akayanirwa ategerekese nga Nulu Nabateregga nga nyina yafa wabula namulekera e bukojja kyokka nga mu kiseera kino aba famire ya Kitawe bagamba […]

UN mu Uganda eddukiriddwa no’bukadde $ 2

Ivan Ssenabulya

May 16th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Gavumenti ye gwanga lya Norway eriko enkata ya bukadde bwa dollar za America 2 gyekubye ku wofiis yomubaka wa UN atuula mu Uganda. Omubaka wa Norway mu Uganda, Her Excellency Amb. Susan Eckey yakakasizza obuyambi buno. Ambassador Susan ategezeza nti kino era […]

Bamusanze asobya ku mbuzi

Ivan Ssenabulya

May 16th, 2018

No comments

Bya Sadati Mbogo Waliwo omuvubuka ku kyalo Lwajja mu ggombolola y’e Kituntu e Mpigi akubiddwa emiggo ejibuzeeko okumutta oluvanyuma lw’okumusanga ng’a yeberse ku mbuzi y’omu ku batuuze. Akubiddwa ye Ssebuliba George owemyaka 27 ng’ono akwatiddwa lubona ng’ali ku nakabege ya mzee Abdu Lumu mu lusuku lwe […]

Besigye olutalo alututte mu palamenti

Ivan Ssenabulya

May 16th, 2018

No comments

Bya Moses Kyeyune Eyali presidenti wekibiina kya FDC Dr Kiiza Besigye olutalo lwe ne Presidenti Museveni alututte mu palamenti. Besigye ategezeza banamwulire oluvanyuma lwakafubo, kabaddemu naboludda oluvuganya gavumenti, gyeyayitiddwa  agambye nti ababdde batema empenda kungeri yokulwanyisaamu gavumenti ya NRM. Ategezeza nti enkyukakyuka ekubye koodi, nokuzaamu […]