Amawulire

Aba FDC bategese okwogera okwabwe eri egwanga

Ivan Ssenabulya

June 6th, 2018

No comments

Bya Damalie Mukhaye, Ivan Ssenabulya ne Sam Ssebuliba Olwaleero egwanga lilindiridde okwogera kwomukulembeze we gwanga. Kati president Yoweri Museveni asabiddwa okutegeeza egwanga ku bisubizo byeyakola omwaka oguwedde. Kinajjukirwa nti bweyali ayogerako eri egwnaga omwaka oguwedde yasubiza okulwanyisa ebbula lyemirimu, okutondawo obugagga, ate nokunyweza ebyokwerinda nensonga […]

KCCA yakutendeka abakwasisa amateeka

Ivan Ssenabulya

June 6th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Minisita omubeezi owa Kampala Benny Namugwanya Bugembe agamba nti balina entekateka okutwala abantu babwe abakwasisa amateeka mu kibuga mu mawanga amalala okuyiga enkola yemirimu. Bino abyogeredde Mukono mu musomo ogutegekeddwa ku okubangula abakiise nabakulembeze mu divisions zonna ezikola ekibuuga ku ntekateka za […]

Aba Cancer Institute bagumizza abalwadde

Ivan Ssenabulya

June 6th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Wadde ng’abaddukkanya eddwaliro lya kookolo e Mulago aba Uganda cancer institute bakakasizza okudabiriza ekyuma ekikaliira obulwadde buno ekipya okutandika ku Lwakuna lwa week eno tekujja kutataganya nyo byabujanjabi. Abalwadde babadde bagamba nti bandifuna okukalubiriibwa mu mbeera gyebafunamu obujanjabi. Ku balwadde 150 ekyuma […]

Abalamazi abasoba mu 7000 basobeddwa e Namugongo

Ivan Ssenabulya

June 4th, 2018

No comments

Abantu abasoba mu 700 ababadde bazze okualamaga bibasobedde e Namugongo, aba taxi bwebalinyisizza ebisale byentambula. Abasinze okukosebwa bebabo abazze batambuza ebigere, okutuuka ku kigwa kyabajulizi. Mu kiseera kino abadda mu Buvanjuba bwe gwanga mu Busoga nga Iganga ebisale birinnye okutuuka ku mitwalo Shs 2 okuva […]

Okusunsulamu abavuganya e Bugiri bakuyimirizza

Ivan Ssenabulya

June 4th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda ne Benjamin Jumbe Akakiiko kebyokulonda kayimirizza okusunsulamu abanavuganya ku kifo kyomubaka wa munisipaali ye Bugiri mu palamenti. Akulira ebyokulonda mu district eno Christine Kunihira okusunsulamu kubadde kwakutandika olwaleero, wabulanga waliwo abadukidde mu kooti okusaba entekateeka eyimirire era kooti kyeragidde. Kunihira agambye nti […]

Insurance Regulatory Authority Bajitutte mu kooti

Ivan Ssenabulya

June 4th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Waliwo munamateeka atutte ekitongole ekirunganya zi insuwa  mu gwanga ekya Insurance Regulatory Authority mu kooti, ngabalanga kusolooza  insure eza motor third party kyoka nga tezigasa bantu. Third party eriwo kugasa muntu atali nanyini motoka oba agivuga, wabula akoseddwa mu kebenje akabeera kagudde […]

Abadde ateberezebwa okuwamba omwana attidwa.

Ivan Ssenabulya

June 4th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda. Abatuuze  ku kyalo Iziru mu gombolola ye  Buyengo  wano mu jinja baliko  omusajja gwebakubye embooko okutuuka okufa ,nga ono bamutebereza kuwamba mwana. Omugenzi ategerekese nga Sulaiman Bazibu nga ono abatuuze bamugoberedde oluvanyuma lw’okumulaba nga aliko akaana ak’emyaka 10 kabeperereza okubaako gyakatwala. Kati […]

E bugiri omuliro gusse abantu bana .

Ivan Ssenabulya

June 4th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda. E Iganga  abantu bana bafiiride mu muliro ogukutte enju mukiro ekikeeseza olw’aleero Eno enjega ebadde ku kyalo Nkatu wano e Iganga North division. Ayogerera police eya Busoga East James Mubi agamba nti ensibuko y’omuliro guno mpaawo y’akitegedde. Omuliro guno gusse abaana basatu […]

Omukuumi afiiride mu mazzi.

Ivan Ssenabulya

June 2nd, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda. E bugiri waliwo omusajja ow’emyaka  23 agude mu kidiba  omuva amazzi agfukirira omukyere okukakana nga afudde. Afudde ye Peter Ogoola nga ono kigambibwa nti abadde alinye ku muyembe okuwanula emiyembe,kyoka awanuseeyo nagwa mumazzi okukana nga afudde. Bino  bibadde mu company eya Bulue […]

Ssemaka yetuze lwakumumma kaboozi.

Ivan Ssenabulya

June 2nd, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda. Waliwo omusajja wa myaka  52 asazeewo okwejja mubudde nga kino kidiridde mukyalawe okumumma akaboozi Omusajja eyeetuze ye Joseph Ojur   omutuuze we  Kabagu zone wano mu  Njeru Municipality , nga ono  kigambibwa nti mukyalawe abadde yamwegobako okuva lweyakimanya nti akawuka ka mukenenya kamuyoola. […]