Amawulire

Buganda eyagala teeka erinalambika enywa yomwenge mu gwanga.

Ivan Ssenabulya

June 13th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa. Obwakabaka bwa-Buganda busabye government okwanguwa okukola eteeka erigenda okulambika enywa y’omwenge mu uganda kino kitaase abavubuka abakeera okunywa omwenge. Kuno okusaba kukoleddwa minister wa Buganda akola ku by’abavubuka owek .Henry Ssekabembe Kiberu, nga ono agambye nti amateeka agaliwo kaakano manafu, kale nga […]

Omubaka Betty Nambooze akwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

June 13th, 2018

No comments

Bya JESSICA SABANO. Polisi amakya ga leero ekedde kukwata mubaka we Mukono Municipality Betty Nambooze nga ono bamulanga kubeera nakakwate kukutibwa kw’omubaka   we Arua Municipality Ibrahim Abiriga. Nambooze agiddwa  mumakaage e Mukono, nga kino ekiwendo kikulembedwamu aduumira police ye Mukono Rogers Sseguya. Ono asoose kukuumirwa […]

Akabenje akagudde e Nakasongola kasse bataano.

Ivan Ssenabulya

June 13th, 2018

No comments

Bya samuel Ssebuliba.     Police ekyanonyereza ekiviirideko akabenje akagudde wano e Nakasongola, okukakana nga kasse abantu bataano mukiro ekikeeseza olwaleero. Mukabenje kano emotoka  2 ne bodaboda bikoonaganye ku kyalo   Namayonjo , wabula nga abafudde mpaawo yabategedde. Twogedeko n’ayogerera police mu kitundu kino Paul Kangave […]

Aba DP bagala wabeewo enteseganya ku byokwerinda

Ivan Ssenabulya

June 12th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abekibiina kya Democratic Party bategezeza nti waliwo obwetaavu okuba ne nteseganya ku nsonga yebyokwerinda mu bakwatibwako. Bino webijidde nga bann-Uganda bali mu kutya olwe ttemu, ngekyasembyeyo kwekutemulwa kwabadde omubaka wa minispaali ye Arua Ibrahim Abiriga. Bwabadde ayogera ne banamawulire ku kitebbe mu […]

Minisita anyonyodde ekirwisaayo alipoota ku misango.

Ivan Ssenabulya

June 12th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Minisita  akola ku nsonga z’ebyokwerinda Gen Elly Tumwine  avudeyo nanyonyola ensonga lwaki okunonyereza ku misango mu uganda kutera okuwanvuwa nekutwala akadde Ono okwogera bino yabadde mukukubanya ebirowoozo okwawamu ku by’okwerinda, nagamba nti okuyigga obujulizi obumala okulumika omuntu ku misango eyamaanyi sikyangu, kale […]

Kattikiro awabudde ku nfuga ennungi

Ivan Ssenabulya

June 12th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga awabudde ku nsonga ze nfuga eyamateeka nobutebenkevu nti byebimu ku bigwana okusimbibwako amannyo okulwanyisa obwavu. Mayiga abadde ayogera ne banamwulire e Mengo, nategeeza nti bino zempagi ezijja okuyamba ebitongole byebyokwerinda nga poliisi okuvunuka embeera eriwo mu […]

100 bebakwatiddwa e Nateete

Ivan Ssenabulya

June 12th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Poliisi ye Nateete eriko abantu 100 begalidde, nga beteberezebwa nti babadenga omwenge bakeera mukeere, abamu okuzanya zaala nabamu okunywa nokutunda enjaga. Bano bakwatiddwa mu ki kikwekweto ekidumiddwa atwala poliisi ye Nateete, Muhammad Byansi nekigendererwa okulwanyisa obumenyi bwamateeka. Bano babzindukirizza mu biffo ebyenjawulo, […]

FDC ewakanyizza ekyokuzza aba LDU.

Ivan Ssenabulya

June 12th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye. Abakulu okuva mu kibiina kya FDC   bawakanyizza ekiteeso kya government eky’okuzaawo abakuuma dembe  ab’okubyalo bano abaayitibwanga  aba local defense unit oba LDU Bweyabadde ayogerako ne banamawulire wali ku offce z’ekibiina e Najjanankumbi amyuka ssabawandisii w’ekibiina kino Herold  Kaija yagambye nti  mukaseera bano […]

Pulezidenti agamba banamawulire bakukomwako.

Ivan Ssenabulya

June 12th, 2018

No comments

Ssebuliba samuel. Omukulembeze we gwanga Kaguta Museveni  asabye banna- uganda okukoma okutwala ekitta bantu nga omutawaana ogw’abakuuma dembe bokka, wabula kino kiwendo ekyetaaga okufaayo kwabuli munna- uganda. Bweyabadde ayogerako eri abakungubazi mukuziika omugenzi Ibrahim Abiriga eyabaddde omubaka we Arua municipality, president yagambye nti okuwangula abatemu […]

Eyasobya ku muwala ataneetuka akaligiddwa.

Ivan Ssenabulya

June 12th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah.   Omuvubuka ow’emyaka 20 agambibwa  okusobya ku muwala ow’emyaka 19 kyadaki avunaniddwa nadizibwaayo  mu komera e Luzira. Mugula Dan ng’abadde ku alimanda e Luzira okuva mu September wa 2014 okutuusa kati, asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi  Stephen Nsubuga  mu kooti enkulu omusango nagwegaana. […]