Amawulire

Banamateeka ba Nambooze badukidde mu kakiiko akalera edembe ly’obuntu.

Ivan Ssenabulya

June 19th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Banamateeka abakikirira  omubaka we Mukono munisipalite Betty Nambooze Bakireke  badukidde mu kakiiko akalera edembe ly’obuntu nga baagala kayingire mu nsonga za muntu waabwe akyagaaniddwa okutwalibwa e bunayira ajanjabibwe. Bano  baagala akakiiko kano kakozese obuyinza bwako obukaweebwa mu kawayiro  53   aka  ssemateeka […]

Palamenti egaanye okuteesa ku nsonga za kayihura.

Ivan Ssenabulya

June 19th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Sipiika w parliament Rebecca Alitwala Kadaga akaladde naagaana ababaka ba parliament okuteesa ku nsonga z’okuggalirwa kwa Gen Kale Kaihura, nga ono mukaseera kano ali wano Makindye. Kino ekiteeso kibadde kireteddwa omubaka we Kisoro  omukyala Rose Kabagyeni, nga agamba nti abantu beeno baagala […]

Abalamuzi ba kooti y’amajje bawereddwa ekisanja.

Ivan Ssenabulya

June 19th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Olw’eggulo lwa leero omukulembeze we gwanga azeemu n’alonda Lt Gen Andrew Gutti okubeera ssentebe wa kooti y’amajje , nga kaakano kino kifuuse kisanja kyakubiri. Kinajukirwa nti ono ekisanjakye kibadde kyagwako n’abalamuzi abalala abatuuka ku kooti eno, kyoka obubaka bwetufunye okuva eri ayogererwa […]

Rwakafuzi awakanyizza ebya pulezidenti Museveni

Ivan Ssenabulya

June 19th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abalwanirizi be ddembe lyobuntu basabye essiga eddamuzi ne gavumenti okukakasa nti abantu emisango gyebwe jiwozesebwa mu bbanga eryomwaka gumu. Bwabadde ayogerera mu kukubaganya ebirowoozo ku ddembe lyobuntu mu Kampala munamateeka Ladislaous Rwakafuuzi agambye nti kino kigwana okukolebwa kubanga ddembe lyabuntu okuzesebwa mu […]

Ekisenge kigudde nekitta abaana 2 e Mityana

Ivan Ssenabulya

June 19th, 2018

No comments

Bya Nalweyiso Barbra Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo kyamanyooli mu muluka gwe Kikube mu gombolola ye Kalangaalo mu district ye Mityana ekisenge bwekigudde nekitta abaana babiri. Abaana bano kuliko Ssekyondwa Esau owemyaka 12 ne  mutto we Kyakuwa Jeremiah owemyaka 3 nga yye Nabuukeera Margret owemyaka […]

Namukadde ow’emyaka 80 atemuddwa e Kyotera

Ivan Ssenabulya

June 19th, 2018

No comments

Bya Gertrude Mutyaba Waliwo namukadde owemyaka 80 atemuddwa ba kijambiya mu district ye. Omugenzi ye Prisca Namatovu omutuuze ku kyalo Busowe mu gombolola ye Kirumba. Kigambibwa nti yalumbiddwa ne muzzukulu we ategerekeseeko erya Kizza nga kati yye ajanjabibwa mu ddwaliro e Masaka. Omuddumizi wa poliisi […]

Moses Kafeero alagidde abakuuma ettaka mu Kirangira baveeyo

Ivan Ssenabulya

June 19th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omuddumizi wa poliisi mu Kampala nemiriraano Moses Kafeero alagidde abakuumi bomugagga Dick Banoba mu bwangu okwamuka ettaka erieriko enkayana mu Kirangira mu munispaali ye Mukono. Banoba yagobaganya abatuuze abwerako nga namayumba agasinga gasigala ku ttaka. Wabula Moses Kafeero bwabadde asisinkanye abatuuze agambye […]

Banamateeka ba Nambooze bagenda mu kooti

Ivan Ssenabulya

June 19th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Banamateeka b’omubaka we Mukono municipality Betty Nambooze  wetwogerera nga bategese okugenda mu kakiiko akakola ku by’edembe lyobuntu bakasabe okuyingira mu nsonga z’amuntu waabwe egaaniddwa okugenda mu India ajanjabibwe. Bano nga bayita mu munamateeka  Erias Lukwago bagamba nti bwebava wano era bakutwala ensinga […]

Bannamateeka bavumiridde okuggalira Kayihura

Ivan Ssenabulya

June 19th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Ekibiina ekitaba banamateeka mu gwanga ekya Uganda law society kivumiridde okuggalirwa kwomubaka wa munisipaali ye Mukono Betty Nambooze neyali ssbapoliisi we gwanga Gen Kale Kayihura ngessaawa zisobye mu 48 nga tebatwaliddwa mu kooti. President wekibiina Simon Peter Kinobe, agambye nti kuno kumenya […]

Abakozi mu matendekero aga waggulu basabiddwa okukakana

Ivan Ssenabulya

June 19th, 2018

No comments

Bya Damalie Mukhaye Ministry eyebyenjigiriza nemizannyo esabye abakozi mu matendekero ga gavumento gonna aga waggulu bayimirize akediimo kaabwe, kubanga gavumenti yakukola ku nyongeza yemisaala gyabwe. Bino webijidde nagabakozi abasomesa nabatali basomesa mu matendekero 9 akakwungeezi akayise bakanyizza okussa wansi ebikola okutuusa ngobuwumbi 138 butekeddwa mu […]