Amawulire

Troy Wamala bamwongeddeyo mu kooti enkulu

Ivan Ssenabulya

June 18th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Troy Wamala avunanibwa okutta omugenzi Mowzey Radio, omusango gwe bagwongeddeyo mu kooti enkulu. Kino kidiridde oludda oluwaabi nga lukulembeddwamu Julius Muhiirwe okutegeeza omulamuzi Entebbe Susan Okeni nti okunonyererza mu musango guno kuwedde, ngalina ebiragiro okuva ewa mukama we beyongereyo mu kooti ekulu. […]

Eddwaliro lyo’bugumba lwakugulwawo mu July

Ivan Ssenabulya

June 18th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Eddwaliro erisokedde ddala erijanjaba ebirwadde ebyekuusa ku bugumba lyakuggulwawo omwezi ogujja. Kino kibikuddwa akulira eddwaliro lye Mulago Dr. Baterana Byarugaba mu kukubaganya ebirowoozo okwomulundi ogwokuna 4th okwa buli mwezi. Wabula wabaluseewo okutya nti obujanjabi buno bwakubeera bw abbeyi nga kyetagisa obukadde 10 […]

Aba DP e Mukono bandiremererwa okuleeta olukungaana

Ivan Ssenabulya

June 18th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abakulira ekibiina kya DP mu ttundutundu lya Greater Mukono bekebyekebye eddimu okugatta ebiwayi ebiri mu kibiina olwenjawukana eziva waggulu. Bano basubirwa okubeera nokwegatta kwabaliko mu UYD nga 27th omwezi guno ku Festino, wabulanga ssenkaggale wa DP Nobert Mao asubirwa okusisinkana omubaka Betty […]

Nambooze bamutadde mu scan e Kiruddu

Ivan Ssenabulya

June 18th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omubaka owa munispaali ye Mukono Betty Nambooze bamutadde mu scan okumwekebejja okuzuula ekimuluma. Kino kibikuddwa munnamateeka we Erias Lukwago amukyaliddeko ku ddwaliro e Kiruddu amakya ga leero. Omubaka gyebuvuddeko era yemulugunya ku bulumi mu mugongo. Omubaka Nambooze yakwatibwa nemugalira ku poliisi e […]

Aba FDC bagala Kayihura anonyerezebweko

Ivan Ssenabulya

June 18th, 2018

No comments

Bya Damalie Mukhaye Abekibiina kya FDC bategezeza nti bagala eyasli ssbapoliisi we gwanga Gen Kalekayihura anonyerezebweko mu bukulembeze bwe okumala emyaka 13 nebikolobero byatusizza ku bantu. Bwabadde ayogera ne banamwulire ku kitebbe kyekibiina e Najjanakumbi, omwogezi wa FDC Ibrahim Ssemujju Nganda agambye nti abantu bangi […]

Supreme Mufti agamba okulondesa abe’byalo kijja kukendeeza obutemu

Ivan Ssenabulya

June 15th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya, Magembe Sabiiti, Malikih Fahad ne Sadat Mbogo Kibuli Supreme Mufti Sireman Ndirangwa asabye wabeewo obumu, mu mbeera egenda mu maaso etali ya butebenkevu okuwamba nokutt abantu. Bwabadde abuliira abaasiraamu Sheik Ndirangwa agambye nti kino kyekijja okuyamba. Wano era asabye gavumentyi nakakiiko kebyokulonda […]

Abakulembeze b’obusiramu bavumiridde ekitta bantu.

Ivan Ssenabulya

June 15th, 2018

No comments

Bya Kato Joseph ne Ritah Kemigisa.     Muft wa uganda  Sheik Shabana Ramadhan Mubajje asabye government okwanguwa okuliyirira abayisiramu bonna abazze batekebwako emisango egitali gyabwe n’okutusibako obuvune. Okwogera bino  abadde wano ku muzigiti gwa Old Kampala mu kusaala Eid eno Ono agambye nti abasiraamu […]

Banakyeewa banakuwalidde ebigambo bya pulezidenti.

Ivan Ssenabulya

June 15th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Ebibiina ebirwanirira edembe ly’obuntu binakuwalidde omukulembeze we gwanga olw’okuvaayo nategeeza nga kooti ne police bwebitagwana kuddamu kukiriza muntu kuweebwa kakalu, nga agamba nti kino kyekivirideko obumenyi bwamateeka okweyongera. Olunaku lw’eggulo omukulembeze we gwanga yakaladde nagamba nti abantu gamba nga abateberezebwa okutta abantu  […]

Omuliro gusanyizaawo ebisulo byabayizi.

Ivan Ssenabulya

June 15th, 2018

No comments

Bya Magembe sabiiti. Mityana :Omuliro gusanyizawo ekisulo kya bayizi ku somero lya Good life Primary school mu gombolola ye Nabingoola e Mubende. Akulira esomero lino Kaddu Rafairi ategezezza nga omuliro guno bwegutakosezza mwana yena wabula nga ebitabo ne bikozesebwa bya bayisizza bwebisanyizidwawo omuliro guno ogukute […]

Abayisiramu bavumiridde ettemu erisusse mu gwanga.

Ivan Ssenabulya

June 15th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Olunaku olwaleero emizigiti mu gwanga lyonna gibooze abayisiriramu abakedde okwetaba mukusaala Eid-el fitri, nga eno yekomekerezza okusiiba omwezi guno ogwa Ramadan. Wano e Kibuli supreme mufti Sheik silima kasule Ndirangwa avumiridde etemu erisusse mu gwanga, nga wano anokodeyo  n’omubaka we Arua municipality […]