Amawulire

ssemaka bamusanze atemuddwa

Ivan Ssenabulya

June 21st, 2018

No comments

Bya Sadat Mbogo Poliisi e Mityana etandise okunonyereza ku nfa ya Joseph Kakooza owemyaka 27 ku kyalo Tikalu Kiterede mu gomboola ye Kalangaalo. Kigambibwa nti omugenzi asangiddwa ku kitanda kye ne mukyala we nomwana waabwe omutto nga bamusazesaze ngembuzi, nga wakyaliwo okubusabuusa ku nfa ye. […]

Aba pikipiki balabuddwa

Ivan Ssenabulya

June 21st, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abagoba ba pikipiki balabuddwa okugoberera amateeka ge kkubo, ngabalala. Bwabadde ayogerako naffe omwogezi wa poliisi yebidduka Charles Ssebambuliidde alabudde nti abagoba ba pikipiki tyebagwana kwetwala, atenga babigera ngamateeka gonna gabakwatako. Okulabula kwa poliisi wekujidde, ngokulembeze we gwanga yakajja alabule ku pikipiki zagamab […]

Gavumenti ereeta obunyonyi obwevuga bwokka ” Drones”

Ivan Ssenabulya

June 20th, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba. Omukulembeze we gwanga YKM ategeezeza nga government bwegenda okugula obunyonyi buno obwevuga bwokka buyite drones, nga buno bwebugenda okukozesebwa mukuketta abazzi b’emisango. Bwabadde ategeeza ababaka ba parliament eby’okwerinda bye gwanga bwebiyimiridde, president agambye nti baasazeewo okwesiba ku bunyonyi buno kubanga bwanguwa okutuuka […]

President alagidde mundu zonna zigibweko ebinkumu.

Ivan Ssenabulya

June 20th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Omukulembeze we gwanga Kaguta Museveni aliko ebiragiro ebibipya byayizizza ku by’okwerinda nga bino bigenderedwamu kutangira  kitta bantu mu kaseera kano. Mukiragiro kino president agambye nti  emundu zonna eziri mu gwanga zigenda kuwandiisibwa ebinkumu byazo, kino kiyambe okulondoola abantu bonna abanaasangibwa nga bazikozesa […]

Crime preventer bamukutte lwakusobya ku mukazi

Ivan Ssenabulya

June 20th, 2018

No comments

Bya Gertrude Mutyaba Police e Masaka ekutte crime preventer ku bigambibwa nti aliko omukazi gweyakase akaboozi. Akwatiddwa mutuuze ku Ssaza mu gombolola ya Katwe-Butego mu district ye Masaka. ono kigambibwa okuba nga yakwatiddwa oluvanyuma lwomukyala okubuliira poliisi ngono bweyamuwamba naamutwala mu kifo ekitamanyiddwa n’amumalirako ejjakirizi. […]

Omukazi ayokezza omwana wa mugya we

Ivan Ssenabulya

June 20th, 2018

No comments

Bya Yahudu Kitunzi Poliisi mu district ye Mbale ebakanye nomuyiggo ku mukazi nakampaate agambibwa okutta omwana wa mugya we owemyazi 2. Bino bibadde ku kyalo Bugunalire Lower mu gombolola ye Mutoto mu district ye Mbale. Omwana Elijah Wambutu abadde mutabani wa Bernard Wakayinza, nga kigambibwa nti […]

Banna’Yuganda tebalina busobozi mubyamafuta

Ivan Ssenabulya

June 20th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ministry eyamasanyalaze nebyobugagga ebyomu ttaka ekakanyizza bann-Uganda abemulugunya ku makampuni ge bweri nti gokka gegawereddwa meiimu gyokusima amafuta. Ronald Gobola omukulu okuva mu kitongole ekivunayizibwa ku mafuta ge gwanga, ategezeza nti naga kuno galiko emirimu ejijja okugaweebwa, webalina obusobozi. Okwogera bino abadde […]

Abaana abali mu nkambi bakyasoma bubi ddala.

Ivan Ssenabulya

June 20th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Ekitongole ekitera okunonyereza ku by’enjigiriiza ekya UWEZO kiriko okunonyereza kwekikoze mu nkambi z’ababundabunda nekizuLa nga  abaana abali mu P.3 nga  tebali mu nkambi, ko n’abali mu p.2 nga bali mu nkambi tebasobola kusoma wadde okuwandiika. Twogedeko n’akulira Uwezo  mu uganda  Dr Mary […]

Abakozi ba gavumenti bwakongezebwa ensako.

Ivan Ssenabulya

June 20th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. olukiiko lwaba minisita [Cabinet ] lusazeewo okwongeza abakozi ba gavumenti akasiimo  okutandika n’omwaka gwebyensimbi ogujja. Bwabadde ayogera ne banamwulire ku Media center ku byakanyiziddwako mu lutuula lwaba minsita olunnaku lw’e ggulo, omumyuka w’omwogezi wa gavumenti Col Shaban Bantariza agambye nti kino kigenderedde […]

Okusomesa eby’emikono kube kwabwerere.

Ivan Ssenabulya

June 20th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Minisitule ekola ku  by’enjigigiriza esabiddwa okutandika okusomesa abaana mu masomero g’eby’emikono ku bwereere, kino kikendeeze ku bantu abayigga emirimo olw’obutaba na buyigirize. Kinajukirwa nti mukaseera kano, okusoma  mu primary , secondary ne universrty kuyambibwako gavumenti  songa yo mumasomero g’eby’emikono okusoma kwa nsimbi. […]