Amawulire

Ababaka bagamba bali mukutya- batidde abasse Abiriga.

Ivan Ssenabulya

June 12th, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba. Oluvanyuma lw’okutibwa kw’omubaka we Arua Ibrahim Abiriga, tutegeezeddwa nti kati ababaka abamu batandise  okutya,nga bagamba nti batambulira mukufa. Twogedeko n’ababaka okubadde  ow’e Gulu municipality’s Lyandro Komakech,  owe Kitigum municipality Beatrice Anywar n’owe  Kapiribyong Julius Ochen, nnebagamba nti kati batambula bamagama olwokutya okukubwa […]

Presidenti Museveni aweze ebikooti ebyebikofiira

Ivan Ssenabulya

June 11th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe, Sam Ssebuliba and Dmalie Mukhaye Abadde omubaka wa munispaali ye Arua Ibrahim Abiriga, akawungeezi kano agalamiziddw mu nyumba ye eyoluberera. Ono azikiddwa kun kyalo Lukudu mu gombolola ye Rhino cmp, mu district ye Arau. Eno omukulembeze we gwanga Yoweri Kaguta Museveni, aweeze […]

Polisi eyiiriddwa mu Arua okukakkanya embeera.

Ivan Ssenabulya

June 11th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Police ekakasizza nga bwenywezeza eby’okwerinda mu kitundu kya West Nile naddala ewagenda okubeera okuziika kw’omubaka wa Arua Municipality Ibrahim Abiriga . Olunaku olw’eggulo waabadewo okulwanagana mumaka ga Abiriga, abakungubazi bwebaatabuse nabatandika okukuba abantu , nga kwogasse n’okwonoona ebintu, ekyawalirizza police okukuba  omukka […]

Abiriga bamukubye amasasi agamusse

Ivan Ssenabulya

June 8th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omubaka wa munispaali ye Arau mu palamenti Ibrahim Abiriga akubiddwa amasasi agamutiddewo. Abatamanya ngamba ono bamulumbye nebamutta nomukuumi we nomuntu omulala owokusattu, bwebabadde mu mmotoka. Ettemu lino libadde Kawanda/ Matugga okulinaana namaka ge. Kati akulira ebyamauwlire, mu palamenti Chris Obore akakasizza okuttibwa […]

Polisi ekyakulembedde mukutulugunya abantu mu uganda.

Ivan Ssenabulya

June 8th, 2018

No comments

Bya Kyeyune Moses. Nate police ezeemu okwogerwako nga ekyasinze okutulugunya abantu mu gwanga. Bino birabikidde mu alipoota ey’amakumi abiri  ekwata ku dembe ly’obuntu ekoleddwa akakiiko akakola ku dembe ly’obuntu aka Uganda Human Rights Commission. Alipoota eno eraze nga abantu bwebaliisibwa akakanja mu polisi  nadala nga […]

Eyasobya ku mwana ow’emyaka esatu akaligiddwa.

Ivan Ssenabulya

June 8th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Omusajja  agambibwa  okusobya  kumwana  omujja na nyina ow’emyaka essatu  gyoka n’amusiiga mukenenya avunaniddwa  era nadizibwayo ku meera e Luzira. Katende Asuman asimbiddwa mu kkooti  enkulu mu Kampala mu maaso g’omulamuzi Jane Francis Abodo, wabula omusango gw’okusobya ku bujje nagwegaana. Kkooti ekitegedeko nti […]

Abasaabaze mutandike okwelwanako.

Ivan Ssenabulya

June 8th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba.      Bannayunga abatambulira mu biduka basabiddwa okutandika okubeera abasaale mukulwanyisa abagoba b’ebiduka abavugisa ekimama. Bino webigidde nga obubenje ku nguudo bugenze bukulira dala, era nga abantu abasoba mu 30 bebakafiira ku Kampala –Gulu kwoka. Twogedeko ne Byron Kinene nga ono yakulira […]

Ssbaminita we gwanga lya Ethiopia atuuka mu uganda leero.

Ivan Ssenabulya

June 8th, 2018

No comments

Bya BEN Jumbe. Olunaku olwaleero ssabaminisita we gwanga lya Ethiopia Dr. Abiy Ahmed Ali  atuuka mu gwanga , nga muno wakumalamu enaku biri  kubugenyi obwenjawulo. Twogedeko naakola ku by’amawulire ebya president Don Wanyama , nagamba nti  omukulu ono atuuka wano kumakya, era nga wakwanirizibwa minisita […]

Kattikiro alabudde ku nyambala

Ivan Ssenabulya

June 7th, 2018

No comments

Bya Gertrued Mutyaba Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga awabudde ku nyambala eweesa ekitiibwa kyagambye nti tekitegeeza kwambala ggomsei buli kiseera. Agambye nti omuntu yenna okwewa ekitibwa asanidde okwegenderezza enyambala ye okukakasa nti teyeesitaza abalala era n’awa eky’okulabirako eky’abawala abambala obukete nebalowooza nti banyumye olwokuba […]

Aba JEEMA ne FDC bakyagaanye okukaanya

Ivan Ssenabulya

June 7th, 2018

No comments

Bya Damalie Mukhaye Aba FDC ne JEEMA bakyezooba ku muntu ki omuntu omu okuwagira ku kiffo kyomubaka owa munispaali ye Bugiri. Kinajukirwa nti okulonda kulimu abavuganya government 2 okuli Eunic Namatende owa FDC ne Assuman Basalirwa owa Jeema. Kati mu nsisinkano bano gyebabade nayo mu […]