Amawulire

Abalimi baakufuna ku buweerero

Ali Mivule

May 2nd, 2017

No comments

  Eddagala erifuuyira eriwerezaako ddala liita 10,000 lyelisuubirwa mu ggwanga wiiki eno okulaba nga abusanyi obumalawo ebirime butuulibwa ku nfete. Minisita omubeezi ow’ebyobulimi Christopher Kibazanga agamba eddagala lino lyakugabanyizibwa mu bitundu by’eggwanga okulwanyisa obusanyi buno obumazeewo  kasooli, amatooke, ebikajjo n’ebirime ebirala. Agamba obusanyi buno busanye […]

Ambulance kati zikola nga bodaboda e Moroto

Ali Mivule

May 1st, 2017

No comments

Bya Steven Ariong Mu disitulikiti ye Moroto mu bitundu bye Karamoja pikipiki ezaweebwawo okusomba abalwadde ku byalo okubatwala mu malwaliro zikola nga  nga bodaboda. Nga  20th/05 2015 disitulikiti 7 ezekaramoja zaweebwa pikipiki 28 okukola nga Ambulance okutaasa ob ulamu bw’bamaama abali enyo mu byalo ga […]

Crime Preventer abbye Ttivvi

Ali Mivule

May 1st, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Poliisi  ye Kireka eggalidde ‘Crime Preventer’ lwa bubbi. Bamata Botiki ow’e Kasokoso mu Division y’e Namugongo yakwatiddwa oluvannyuma lw’okubba ttivvi ya munnamawulire Fred Nsenye ekika kya kya Sonny. Baliraanwa beebalabye omubbi ono nebatemya ku nanyini Tv eyayungudde poliisi okukwata kabbira ono. Ono […]

Ssabasajja asiimye

Ali Mivule

May 1st, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Ssabasajja asiimyeokulabikako eri obuganda mu saaza lye elye Buddu  okuggulawo emipiira gyamasaza nga ennaku zomwezi 13  omwezi guno ogwokutaano. Bino byasanguzidwa Katikkiro  wa Buganda, Charles Peter Mayiga asabye baddiifiri abagenda okulamula emipiira gy’Amasaza okuba abeerufu n’okulinnyisa omutindo nga balamula empaka zino. Katikkiro […]

Leero lunaku lw’abakozi

Ali Mivule

May 1st, 2017

No comments

  Olwaleero Uganda yagwegatta ku nsi yonna okukuza olunaku lw’abakozi okujjukira ebyo ebituukiddwako abakozi mu nsi yonna. Wano mu Uganda emikolo gyonna gyakutambulira ku mubala ogugamba nti okuzimba eggwanga mu kuyita mu mpisa enungi ezabakozi ku mulimu nga era emikolo gyakubeera ku kisaawe kye ssaza […]

Omusujja Gwe’mbizzi Gufirizza Abalunzi Na’basubuzi e Serere

Ivan Ssenabulya

April 30th, 2017

No comments

Bya Joshua Imalingat Okubalukawo kwomusujja gwe mbizzi kufirizza abalunzi mu ggombolola ye Labor mu district ye Serere. Embizzi ezisoba mu makumi 50 zeza’kafa okwetoloola eggombolola mu bbanga ttono eriyise. Omumyuka wa’kulira ebyabisolo ku ku district ye Serere Sam Opio, ategezezza nti ekirwadde kino kize kisasanyizibwa […]

Poliisi Eyiriddwa mu district ye Pakwach Nambooze Gyasubirwa

Ivan Ssenabulya

April 30th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Poliisi eyimirizza ekibinja kyabanna DP ababadde bakulembeddwamu omubaka wa munisipaali eye Masaka Mathias Mpuuga ababadde batumiddwa omubaka wa munisipaali eye Mukono Betty Nambooze okumukirira ku mukolo gwabayizi bekibiina kya ‘Nkobazabogo ’ ku ttendekero lya Uganda College of commerce mu district ye Pakwach ogwokuwaayo obukulembezze. […]

Munnamateeka Afiridde mu Kabenje Kulwe Masaka

Ivan Ssenabulya

April 30th, 2017

No comments

  Omugenzi Nga bwabadde afanana Bya Rita Kemigisa Omuntu afiridde mu kabenje nabalala babiri nebaddusibwa mu ddwaliro nga biwalattaka, oluvanyuma lwakebenje akagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka. Akabenje kano kagudde mu Kabuga ke Lwengo nga katwaliddemu munnamateeka Maudah Atuzarirwe, abadde omusomesa ku […]

Ba Nakyewa Bawakanyizza Okulonda kwe Byalo Okutegekebwa FDC

Ivan Ssenabulya

April 30th, 2017

No comments

Bya Benjamin Jumbe Omukago gwebibiina byobwanakyewa ogwa NGO Forum gulabudde ku kulonda kwe byalo okwogerwako okugenda okutegekebwa aboludda oluvuganya gavumenti. Kino kidiridde eyakwatira ekibiina kya FDC bendera mu kulonda kwobwa presidenti okwaggwa Dr Kizza Besigye okulangirira nga bwebagenda okutegeka okulonda kwobukiiko bwe byalo kabanga gavumenti […]

Omusomesa asobezza ku muyizi

Ivan Ssenabulya

April 29th, 2017

No comments

Bya Abubaker kirunda Police ye Iganga eriko omusomesa wa Primary gwegalidde ku bigambibwa nti yasobezza ku kawaala akemyaka 14. Omukwate musomesa ku ssomero lya King David P/S e Buniro mu ggombolola ye Nawaninde nga kigambibwa ono akwatiddwa lubona nga akaana kano akagagambula obumuli. Omwogezi wa […]