Amawulire

Ababaka bagaanye okusisinkana omukulembeze we gwanga

Ivan Ssenabulya

December 5th, 2017

No comments

Bya Benjamin Jumbe Ababaka abawakanya ekyokukola ennongosererza mu ssemateeka, okujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga, abesambye ensisinkano yomukulembeze we gwanga essubirwa akwungeezi kano. Akaiiko ka palamenti akamteeka akawungeezi kano kasubirwa okusisinkana pesidenti Museveni mu maka gobwa presidenti Entebbe, wakati mu kufuna endowooza zabantu mu […]

Akakiiko kagenda kusisinkana Presidenti Museveni

Ivan Ssenabulya

December 5th, 2017

No comments

Bya Benjamin Jumbe Akakiiko ka palamenti akamteeka, akali ku mulimu gwokwekennenya ebbago lye nnongosereza mu ssemateeka, okujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga kakusisinkana omukulembeze we gwanga Yoweri K Museveni emisana ga leero. Akakiiko akakubirizibwa omubaka Jacob Oboth Oboth kakusisinkana presidennti Museveni mu maka gobwa […]

Gavumenti yakuwandiisa abasawo abalala

Ivan Ssenabulya

December 5th, 2017

No comments

Bya Ndaye Moses Gavumenti ebakanye ne kawefube okuwandiisa abasawo abappya okwetoola egwanga. Akulira ebyabakozi mu ministry yebyobulamu, Jane Asiimwe ategezeza nti balagidde obukulembeze bwazzi gavumenti ezebitundu mu district 30 okujjuza ebiffo 627 ebikalu ebibadde bireeswo omuwatwa mu malwaliro. Kuno era kuliko amalwaliro nga Uganda Cancer […]

Abasawo abazalisa basazizaamu akediimo kaabwe

Ivan Ssenabulya

December 5th, 2017

No comments

Bya Benjamin Jumbe Ssentebbe wekibiina ekigatta abakozi mu gwana ekya National Organization of Trade Unions, Usher Wilson Owere atenderezza abasawo abazalisa olwokusazaamu akediimo kebabadde balangiridde okutandika nolwaleero. Kino kidiridde okukaanya okwatukiddwako wakati wa gavumenti nabasawo bano, mu nsisinkano gyebetabyemu eyabadde ekubirizibwa ssbaminista we gwanga Dr. […]

Kattikiro ayambalidde Ssabanyala

Ivan Ssenabulya

December 4th, 2017

No comments

Bya Sam Ssebuliba Kamalabyonna Buganda Charles Peter Mayega ayambalidde Ssabanyala Baker Kimeze namulangira okukulembeze ensonga omutali okulemesa enkulakulana. Kinajukirwa nti mu mwezi oguwedde Katikiro bweyali ategeka okukyala kwe’Bugerere mu nkola eya Mwanyi terimba, Kimeze yali ayagala katikiro asooke okumusaba olukusa. Kati bwabadde ayogerera mu lukiiko […]

Abantu babulijjo bamanyi enguzi naye tebaloopa

Ivan Ssenabulya

December 4th, 2017

No comments

Bya Ritah Kemigisa Abantu babulijjo bamanyidde ddala enguzi kyeki newebayinza okuloopa naye bangi, tebafuddeyo okwenyigira mu lutalo. Bino byogeddwa kalisoliiso wa gavumenti, omulamuzi Irene Mulyagonja bwabadde ayaniriza ekibinja ekysindikibwa nga 28th November okutalaaga, mu lutabaalo olwa wiiki enamba okulwanyisa enguzi. Mulyagonja ategezeza nti okuyita mu […]

Busoga ebanja byaayo.

Ivan Ssenabulya

December 4th, 2017

No comments

Bya Abubaker Kirunda.   Katikiro wa Busoga Joseph Muvawala asabye  abantu bona abali mu bintu bya Busoga mubukkyamu okubyamuka. Owek.Muvawala  agamba nti obw’akyabazinga bulina entekateeka ez’okukozesa ebintu bino, kale nga kyetaga okubyamuka bikozesebwe. Ono agamba nti eby’obugaga gamba nga obutale, etaka, emyalo ko n’ebirara bikozesebwa […]

Abasawo abajanjabi oba ba Nurse nabo bakwekalakaasa.

Ivan Ssenabulya

December 4th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye.   Abasawo abajanjabi bayite ba NURSE  abegatira mu kibiina kyabwe ekya Uganda nurses and midwives union tutegeezeddwa nga bwebasazeewo okuwa government nsalesale wa saawa 11 zokka ekole ku nsonga zaabwe oba sikyo bateeke wansi ebikola. Kinajukirwa nti bano baludde ebanga nga baagala […]

Bamufuna mpola mu kenya bakuzimbirwa amayumba.

Ivan Ssenabulya

December 4th, 2017

No comments

Bya Samuel  ssebuliba.   E KENYA: omukulembeze we gwanga Uhuru Kenyatta akakasizza nga bwagenda okufuba okulaba nga ateeka omulaka ku ky’okutondawo emirimo mu naku 100 zino ezisooka. Bino okutuukibwako kidiriidde ba Minister ba Kenya bonna okwevumba akafubo ak’enyawulo okumala ebanga nebakaanye ku kyebazaako. Bano mungeri […]

Katikiro avumiridde ebikolwa eby’okweraguzza.

Ivan Ssenabulya

December 4th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba. Katikiro wa Buganda Owek.Charles Peter Mayega  akalaatidde abantu ba Buganda okukomya  emize egy’okwelaguza , nadala kundwadde ezimanyidde , kino kitaase abantu okufa endwadde eziyinza okwewakalika. Katikiro okwogera bino abadde agulawo olukiiko lwa Buganda oluggalawo omwaka guno wano  mu Bulange e Mengo. Ku […]