Amawulire

Abantu kumi bebafiira ku luguudo lw’Entebe buli sabiiti.

Ivan Ssenabulya

November 28th, 2017

No comments

Bya Ndaye Moses. Police ekola ku biduka ekakasisiza  nga abantu batakka wansi wa kumi bwebafiira mu bubunje ku lugudo lwe  Entebbe  buli sabiiti, songa ku luguudo lwe masaka abantu abali wakati we 200 ne  300 bebafa buli mwaka. Kino ekyama kibotoddwa akulira police y’ebiduka Dr. […]

Ekisaawe kye Kasarani mu Nairobi kijjudde.

Ivan Ssenabulya

November 28th, 2017

No comments

Bya samuel Ssebuliba E Kenya agavaayo galaga nga ekisaawe ekya Kasarani mu Nairobi bwekijjudde, nga abantu beeyiye mukifo kino okwetaba ku mukolo ogw’okulayiza omukulembeze we gwanga Uhuru Kenyatta. Mukaseera kano abakola ku by’okwerinda baggadde   gate z’ekisaawe kyonna, era  nga abantu abasinga kati balinye wagulu kubizimbe […]

Omubbi alumbiddwa enjuki nazaayo Wuufa

Ivan Ssenabulya

November 27th, 2017

No comments

Bya FRANCIS MUGERWA Abatuuze mu kibuga kye Masindi berabidde katemba olwaleero, enjuki bwezinawuse nezimbebeera ku musajja agambibwa nti ebintu byomunju. Bino bibadde mu kitundu kya Kijura north mu district ye Masindi. Fred Musiime eyalabiddeko ategezezza banaffe aba Daily Monitor nti enjuki zitolodde bulago bwomusajja ono nemu […]

Palamenti ne KCCA balwanira ttaka

Ivan Ssenabulya

November 27th, 2017

No comments

Bya Kyeyune Moses Ngebula emyezi 4 gyokka okutandika okuzimba palamenti empya, okusisziira ku mawulire agomunkuubo, wabaluseewo olutalo wakati wekitongole kya Kampala City Council Authority nabakakiiko ke ttaka aka Uganda Land Commission. Olutalo luli ku bwananayini ku ttaka okutudde ekijukizo kya CHOGM Monument Park, ngaba KCCA […]

Bann-Uganda bamala obudde mu kuziika

Ivan Ssenabulya

November 27th, 2017

No comments

Bya Ndaye Moses Ekibiina ekitaba abakulira abakozi, ekya Human Resource Association of Uganda kiraze obwetavu okusaawo amateeka aganavaamu enkulakulana mu gwanga. President owekibiina kino Patrick Ngolobe alaze obwerakirivu, ku budde obungi agamba abantu bwebonoona mu gwanga ku bintu byagamba nti tebiyamba. Ono ayaogedde ku budde […]

Aba Red Pepper basimbiddwa mu kooti

Ivan Ssenabulya

November 27th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Abakulu 8 okuva mu kampuni yamwulire eya Red pepper publication bavunaniddwa mu kooti ya Buganda Road, emisango 7 okuli okufulumya amawulire agatabangula ebyokwerinda bye gwanga, agatatana abakulembeze era agobulimba. Bano kuliko abakulu abokuntikko, Richard Tusiime, Johnson Musinguzi,  Patrick Mugumya, Arinatiwe Rugyendo, nabalala. […]

Abantu babbiri bafiiride mu Nyanja Nalubaale.

Ivan Ssenabulya

November 27th, 2017

No comments

Bya Abubaker Kirunda. E Mayuge waliwo abantu 2 abafiiride mu nyanja nga kino kidiridde elyato mwebabade batambulira okubbira mu Nyanja Nalubaale. Abafudde kubadeko Alex Elumata ow’emyaka 35- ne Justin Onyong nga bonna batuuze be Kayanja mu gombolola ye Malongo. Ayogerera police yeeno James Mubi agambye […]

Abantu babbiri battidwa e Bulenga.

Ivan Ssenabulya

November 27th, 2017

No comments

Bya Ritah Kemigisa.     Wano e Bulenga mu Wakiso district agavaayo galaga nga bwewaliwo abatamanya ngamba abakedde okutta abantu 2 , nga bano babade bakozi ku sundiro ly’amafuta elya loris Oils. Bwabadde ayogerako ne banamawulire, ayogerera police ya uganda Emilian Kayima agambye nti abakwatiddwa […]

E Rubanda abasse omuntu bayiggibwa.

Ivan Ssenabulya

November 27th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba. Oyo ye Elli matte ayogerera police ye Kigezi. Mu district ye Rubanda  Police  eyigga abasajja 3 nga  bano bagambibwa okukakkana ku munaabwe wa myaka 57 n’ebamutta. Bano bagambibwa  okutta David Bangomwabo  omutuuze we Gwakamu mu gombolola ye  Muko  nebamutematema nga ensonga  zeekusa […]

E bukomansimbi abateberezebwa okubeera abazzi b’emisango 50 bakwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

November 27th, 2017

No comments

Bya Malik Fahad       E Bukomansimbi police ekutte abantu abasoba mu 50, wakati mu kaweefube owokulwanyisa obumenyi bwamateeka. Abakwatiddwa okusinga baggidwa mu bitundu nga Kagologolo, Kawooko, Butenga ne Bukomansimbi  newalala. Twogedeko ne Lameck Kigozi ayogerera Police yeeno gamba nti  obumenyi bwamateeka bubadde bususse […]