Amawulire

Bakansala ba KCCA bagenze kyankwanzi.

Ivan Ssenabulya

November 21st, 2017

No comments

Bya  Damalie Mukhaye. Wetwogerera nga minister wa Kampala Betty Kamya asitudde n’ekibinja kyabakansala okuva mu kampala, nga bano abatutte kyankwanzi bawayeemu ne president ku nsonga za Kampala. Kinajukirwa nti bakansala bano baali balina okugenda e Kyankwanzi nga 12 omwezi guno, kyoka executive director wa kampala […]

Poliisi eteguludde bbomu e Gayaza

Ivan Ssenabulya

November 20th, 2017

No comments

Bya Ritah Kemigisa Poliisi eriko bbomu gyezudde mu nnim,iro ku kyalo Buwambo kulwe Gayaza. Omwogezi wa poliisi mu gwanga Emilian Kayima ategezeza nti batemezeddwako, omutuuze abadde alima. Kayima agambye nti nabo oluwulidde bino, nebayungula abakuggu okuvas mu kitongol kya poliisi ekitegulula bbomu, obutatuusa bulabe ku […]

Abasawo abali mu kutendekebwa bagala ebigezo byabwe byongezebweyo

Ivan Ssenabulya

November 20th, 2017

No comments

Bya Ndaye Moses Ngakediimo kabasawo kakyegenda mu maaso, bbo abasawo abali mu kutendekebwa basabye etnndekero lye Makerere University Medical School eryabasawo lisabye ebigezo byongezebweyo. Kitegezeddwa nti abasainze okukosebwa bebali mu mwaka 4th ne 5th Okusinziira ku Enos Kigozi omu ku bayizi tebalina byebabadde basoma biri […]

Abasirikale 2 ababadde bagoba ababbi bafiridde mu kabenje

Ivan Ssenabulya

November 20th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ebiwoobe bibutikidde abasirikale ba poliisi e Mukono, bwebafunye amawulire gokufa kwakulira ekitongole kya Flying Squard e Mukono Asp Rwego Muhozi nomumyukla we Emmanel Abbey. Bano bafiridde mu kabenje ngabantu abalala bebabadde nabo Sam Asiimwe, Alex Nantamu, Ssebbale Julius nomulala ategerekeseeko erya George […]

Palamenti Ekomawo wiiki eno okuva mu luwummula

Ivan Ssenabulya

November 20th, 2017

No comments

Bya Kyeyune Moses Palamenti yakuddamu okutuula oluvanyuma lwoluwumula lwebabaddemu okumala emyezi kyenkana ebiri. Palamenti yasindikibwa mu luwummula nga 4 mugwe kkumi omwaka guno ngesubirwa okukomawo nga 22 omwezi guno. Okusinziira ku akulira ebyamawulire mu palamenti Chris Obore, palamenti egenda kuddamu okutuula ku Lwokusattu lwa wiiki […]

Entebbe omulambo gwo’mukazi guzuliddwa nga guvundira mu nnyumba

Ivan Ssenabulya

November 20th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye Entiisa ebutikidde abatuuze be Entebbe mu Kitooro bwebagudde ku mulambo gwa munaabwe, omukyala nga guvunda. Okusinziira ku amyuka omwogezi wa poliisi mu Kampala nemiriraano Luke Owoyesigyire omugenzi ye Nasaali Regina abadde atemera mu myaka 58, ngomulambo gwe gusangiddwa mu nnyumba nga guvunze. […]

Mugabe agenda kugibwamu obwesige.

Ivan Ssenabulya

November 20th, 2017

No comments

Bya Samuel Ssebuliba.       Abakulu mu kibiina kya ZANU  ekifuga mu gwanga lya Zimbabwe bategeezeza nga bwebatandise  entegeka ez’okujja obwesige mu President Robert Mugabe oluvanyuma lw’okugaana okwegoba yekka Kinajukirwa nti omukulu ono yabedde asabiddwa erekulire yekka obutasuka saawa muasanvu eza Uganda, kyoka bakanze […]

Okulonda kwa FDC kwengedde.

Ivan Ssenabulya

November 20th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye.   Ekibiina kya FDC kikakasidwa nga okulonda president w’ekibiina kino  bwekugenda okubaawo  nga 24th  ku lw’okutaano luno era nga buli kyetagisa kiwedde. Twogedeko n’amyuka omwogezi wa FDC Paul Mwiru  nagamba nti akakiiko ke by’okulonda kamaze okukakasa nga okulonda kuno bwekugenda okubeera e […]

Kenyatta akakasiddwa nga president wa kenya.

Ivan Ssenabulya

November 20th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba.   Mu kenya agavaayo galaga nga  kooti ensukulumu bwesazeewo nti okulonda kw’obwa president okwali  mu gwanga lino ga 26th  kwategekebwa mu mateeka , era nga nebyakuvaamu biri mu mateeka. Kooti eno bwebadde ewa ensala yaayo, abalamuzi bonna omusanvu bakaanyiza nti okwemulugnya kwonna […]

Abakukusa amasanga bakwatiddwa

Ivan Ssenabulya

November 20th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba Police nga eyambibwako ab’ekibiina ekya Natural Resources Conservation Network bakutte abasajja 2 e Maracha  nga bano basangiddwa n’amsanga 9  agabalirirwamu  obukadde 17.2 . Abakwatiddwa kuliko Chaku Ndabah  munansi wa Congo ne James Aniku  nga bano mukaseera kano baggaliddwa ku Arua Central Police […]