Amawulire

Abasajja b’eMpigi tebakyalwala ndwadde z’abazira.

Ivan Ssenabulya

November 18th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba Mu district ye Mpigi edagala erijanjaba ekirwadde ky’enziku mu tutegeezedwa nga bweribooze, kyoka nga dyo elya Malaria kko n’obutimba bw’ensiri byabula ebitagambika. Kino ekyama kibotoddwa  omusawo akola ku by’obulamu  ku district  eno Dr Jane Ruth Nassana , nga ono ategeezeza nti abasajja […]

Eyakwatiddwa nga amansa kasasiro avunaniddwa.

Ivan Ssenabulya

November 18th, 2017

No comments

Bya Ruth Andereh. Waliwo omutuuze we Kasubi Rubaga division mu Kampala avunaddwa lwakweyisa mu ngeri  etategerekeka  ng’amansa kasasiro mu luguudo. Ssesanga Godfrey avunaniddwa mu kooti ya City Hall mu maaso g’omulamuzi we daala erisooka Beatrice Kainza nakiriza omusango. Wabula ono omulamuzi amudiddemu n’amusonyiwa, kyoka namulabula […]

Banna-Uganda ssi bamativu ku byokwerinda no’butebenkevu bwabwe

Ivan Ssenabulya

November 17th, 2017

No comments

Bya Ritah Kemigisa Waliwo alipoota efulumiziddwa abalwanirizi be ddembe lyobuntu aba Human rights Network Uganda ekwata ku poliisi nebyokwerinda mu gwanga. Ebibalo biraga nti banna-Uganda 46% emitima gyewanika ssi bakakafu ku bukuumi gyebali ate 32% bbo bamativu bagamba ebyokwerinda byabwe gulugulu songa 21% tebalina yadde […]

Kaliisoliiso agamba abasirikale 200 bajingirira ebiwandiiko okuyingira poliisi

Ivan Ssenabulya

November 17th, 2017

No comments

Bya Joseph Kato Kalisoliiso wa gavumenti omulamuzi Irene Mulyagonja, aliko abasirikale 200 ku ddaala lya Assistant Superintendent of Police) banokoddeyo nga betagibwa ku misango gyokujingirira ebiwandiiko. Okusinziira ku Daily Monitor IGG ayise abasirikale abayingira mu mwaka gwa 2015/16 ne 2014/15 nga kigambibwa ebiwandiiko byebakozesa okuyingira […]

Mugabe alabiseeko mu lujudde olwaleero

Ivan Ssenabulya

November 17th, 2017

No comments

Bya Sam Ssebuliba Omukulemebeze we gwanga lya Zimbabwe eyawambiddwa amagye alabiseeko eri egwanga mu lujudde omulundi ogusookedde ddala bukyanga amagye gamuzingako, ku Lwokusattu lwa wiiki eno. Ono alabidwako ku mukolo ogwokutikira abaana ogubadde mu kibuga kye gwanga ekikulu Harare. Wabula tabadeeko bukuumi bwamaanyi, nga bwekibaddenga […]

Katikiro ayanjudde Namutaayika wa Buganda 2018-2023.

Ivan Ssenabulya

November 17th, 2017

No comments

Bya shamim Nateebwa. Katikkiro wa buganda owek. Charles Peter Mayiiga alambiise abakulembezze b’obwakabaka bwa Buganda  ku kukolera awamu n’ebitongole eby’obwakabaka okusobola okuzza buganda kuntiko. Katikiro okwogera bino abadde agulawo olusirika lw’abakulembezze b’obwakabaka bwa Buganda  mwebatolambikidde ku namutaayiika 2018-2023. Ezimu kumpagi eziri mu namutaayika ono kuliko […]

Banna-uganda kati batya eby’obufuzi.

Ivan Ssenabulya

November 17th, 2017

No comments

Bya ben Jumbe .   Waliwo alipoota eraze nga banna-uganda abasinga bwebaasalawo okwebalama eby’obufuzi kubanga batya okutisibwatisibwa nadala mu kaseera k’ebyokulonda. Mukunonyereza okwakoleddwa ekibiina ekya Afro barometer kwalaze nga banna- uganda ebitundu  48% bwebatya okubaako kyebogera, wadde okwesimbawo nga batya okulisibwa akakanja. Twogedeko n’omukwanaganya w’ekibiina […]

Abatuuze be Nakaseke baagala nguudo.

Ivan Ssenabulya

November 17th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba. E Nakaseke omubaka  omukyala owa district Sarah Najjuma  ategeezeza nga bwagenda okwewerekera agenda mu minisitule ekola ku by’enguudo nga ayagala kunyonyolwa lwaki enguudo ze Nkaseke ziringa ezigenda etanda. Omubaka Najjuma, agamba nti bweyali yeebuza kubantu ku by’okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze we […]

Banna-uganda balabuddwa ku nkuba bikokyo egenda okutandika.

Ivan Ssenabulya

November 17th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba Akakiiko akakola ku by’okulabula ku mbeera y’obudde mu yafesi ya ssabaminisita  kategeezeza nga enkuba egenda okutonya mu uganda okutusiza dala mu December bwegenda okubeere enyingi, era nga eyinza n’okutwala amayumba ko n’abantu. Alipoota eyafulumiziddwa okuva mu minisitule eno yalaze nti enkuba egenda […]

Abavubuka beyanjudde mu kakiiko okuwagira ebyokujja ekkomo ku myaka

Ivan Ssenabulya

November 16th, 2017

No comments

Bya Kyeyune Moses Omubaka we ssaza lya Ruhinda North mu palamenti, Thomas Tayebwa asanze akaseera akazibu okuva eri babaka banne olwe bbago eryokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga. Ebbago nattabula eryomubaka wa Igara West Raphael Magyezi lirubiridde okujjawo ennyingo 102 (b) mu ssemateeka we […]