Amawulire
Kasirye Gwanga Bamututte mu kooti olwokwokya tulakita
Bya Ruth Anderah Waliwo omusubuzi atutte munnamagye Brig. Kasirye Gwanga mu kooti enkulu ngayagala kumuliyirira obukadde 500 olwokwokya tulakita ye. Bino byaliwo nga 12th August e Lubowa mu division ye Makindye. Dennis Wakabi Zimba agamba nti yapangisbwa abasajja babiri okwali Andrew Muwonge ne Kassim Sserugo okubasenderako […]
Ebya Kayihura bibi, aba FDC nabo bwebamututte mu mbuga
Bya Ruth Andera Abekibiina kya FDC batutte ssabapolice Gen Kale Kaiyihura mu mbuga zamateeka, nga bamulumiriza okulagiranga police netataganya okulonda kwobwa president bwekibiina, nga bwekirabiddwako mu nkungaana ezenjawulo. Bano bayise mu mubaka we Buhweju Francis Mwijukye, nga baagala kooti egaane ssabapolice obutadamu kugotaanya kakuyege wabwe akyagenda […]
Kaihura bamututte mu kooti olwokuzinda palamenti
Bya Ruth Anderah Amalala agekuusa ku poliisi, waliwo abantu 3 abatutte ssabapoliisi we gwanga mu kooti olwokumala gayingiza abasirikale mu kisenge kya palmenti ebyaliwo nga 26th ne 27th mu September, womwaka guno, mu kulwanagana okwaliwo nababaka. Mawanda Sulaiman, Matovu Mark ne Lubowa Henry bayise mu […]
Emilian Kayima akyusiddwa okumufuula omwogezi wa poliisi ye gwanga
Bya Damalie Mukhaye Abadde omwogezi wa poliisi mu Kampala nemiriraano, Emilian Kayima ajjuluddwa nebamufuula omwogezi wa poliisi mu gwanga okudda mu bigere bya Asan Kasigye. Bwbaadde ayogerako naffe, Kasigye atukaksizza nti akageri kabaddi nemirimu ejiwerako nouvunayzibwa obwemirundi ebiri ssbapoliisi we gwanga Gen Kale Kayihura yawabudde […]
FDC ewawabidde ssabapolice lwakutataaganya nkungana zaabwe.
Bya Ruth Anederah Ekibiina kya FDC kitutte Ssabapolice wa uganda mumbuga z’amateeka Gen Kale Kayihura, nga ono bamulanga kulagira Police n’atataganya kakuyege w’akulonda President w’ekibiina Bano nga bayita mumubaka we Buhweju Francis Mwijukye , bagenza mu kooti enkulu nga bagamba nti baagala kooti egaane ssabapolice […]
Abasawo abekalakaasa babatutte mu kooti.
Bya Ruth Anderah Waliwo ekibiina ekigamba nti ky’ekitaba abasawo ekya Uganda Medical Workers Union ekitutte abaaawo abali mu kwekalakasa mu kooti enkulu , nga bano babalanga kugaana kukola nebadda mu kwekalakaasa . Bano okusinga bawawabidde akulira abasawo ebekalakaasa wansi wa Uganda Medical Association nga ono […]
Okulonda kwebyalo kooti ekuyimirizza
Bya Ruth Anderah Kooti enkulu mu Kampala eyisizza ekiragiro ekiyimiriza okulonda kwe byalo nobukiiko bwbakyala, okubadde kubindabinda, okutuusa ngomusango oguli mu kooti eno guwuliddw amu bujjuvvu. Kino kidiridde omusomesa James Tweheyo, eyali ssbawandiisi wekitongole kya UNATU okuwaaba ngawakanya ekya, abayizi aba ssiniya 4 neyomukaaga abayinza […]
Omusango gwa VJ Junior gwongezeddwayo
Bya Ruth Anderah Omusango gwomwogezi wa filimu Mary Smart Matovu amanyiddwa nga VJ Junior gwongezeddwayo okutuuka ngennaku zomwezi December 7th 2017. VJ Junior amakya ga aleero alabiseeko mu maaso ga kooti empya eyatekebwawo okuwlira emisango gyebyempuliziganya nemiralala egyekuusa ku buttoned obwomu ttale ku kooti ya […]
Ebibiina byobwanakyewa bisabye gavumenti ekwate Bashir avunanwe
Bya Dmalie Mukhaye Ebibiina byobwanakyewa baikubye omulanga eri gavumenti ya Uganda okubowa omukulembeze we gwanga lya Sudan Omar al-Bashir, bamuweeyo mu kooti yensi yonna okuvunanwa. Mu luklungaana lwabanamwulire olwawamu olutudde e Ntinda ssenkulu wekitongole kya Human Rights Network, Mohammed Ndifuna agambye nti Bashir aliko ebiwandiiko […]
Abagobwa ku Kibira nate babagobye gyebabadde bewogomye
Bya Magembe Sabiiti Abantu abawera 600 bebasobeddwa eka ne mukibira nga kati bali mu kubundabunda oluvanyuma lwokugobebwa ku ttaka kwebabadde mu disitulikiti ye Gomba ngettaka lino mu kiseera kino ikuumibwa poliisi. Abantu bano bali mu disitulikiti ye Kiboga ne Kyankwanzi oluvanyuma lw’okugobebwa ku ttaka lyekibira kya gavumenti ekya Luwunga. Kinajjukirwa mu […]