Amawulire

Ekimotoka ky’amafutta kisse omuntu.

Ivan Ssenabulya

November 7th, 2017

No comments

Bya ssebuliba samuel.   Police e kabale   etandise okunonyereza ku kabenje akasse omusajja wa ow’emyaka 54  nga ono ekimotoka ekitambuza amafuta ky’ekimugwiridde. Kano akabenje kabadde wali ku kyalo Nkumbura ku luguudo olugatta kabale  ku Ntungamo ekimotoka ekibadde kiva mu Kenya nga kidda Rwanda bwekiwabye nekigwira […]

Eyekebezza nga mulwadde wa mukenenya asazeewo kwetta.

Ivan Ssenabulya

November 7th, 2017

No comments

Bya Malik Fahad.   Ku kyalo Kyakuduse  e Kyotera waliwo omusajja akedde okwetta  bwakitegedeko nti akawuka ka mukenenya kaamukwatadda. Joseph Kayiwa  nga ono ye ssentebe w’ekyalo Kyakuduse  agambye nti omusajja eyesse Godfrey Matovu era  nga ono asangiddwa nga alengejera ku muti gw’omuyembe okumpi n’amakaage. Kigambibwa […]

Abateberezebwa okutta kaweesi musanvu bayimbuddwa.

Ivan Ssenabulya

November 7th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah. Omulamuzi wa kooti ye Nakawa Noah Sajjabi  akirizza abasajja musanvu okweyimirirwa -kwabo omwenda abaali basabye okweyimirirwa nga bano bebateberezebwa okwetaba mukutta eyali ayogerera police ya uganda AIGP Andrew Felix Kaweesi nebanne abalala babiri. Bano omulamuzi abateeredde ku kakalu ka kooti ka bukadde […]

President Mugabe agobye omumyukawe lwakumunyooma.

Ivan Ssenabulya

November 7th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba. Mu gwanga lya Zimbabwe  president we gwanga lino  Robert Mugabe akaaye n’agoba omumyukawe Emmerson Mnangagwa  nga amulanga kumuyisaamu maaso. Minista akola ku by’amawulire mu gavumenti ya Mugabe , nga ono ye Simon Khaya , agamba nti omukulu Mnangagwa aludde nga anyoomola mukulu […]

Abadde etembeya eby’amasimu asibiddwa sabiiti biri,

Ivan Ssenabulya

November 7th, 2017

No comments

Ruth Anderah. Omusajja eyasangiddwa ng’atembeeya ebintu by’amasimu awereddwa ekibonerezo kya kwebaka mu komera e Luzira okumala sabiiti bbiri. Serengeti Denis avunaniddwa mu kkooti ya City Hall mu maaso g’omulamuzi we daala erisooka Beatrice Kainza n’akiriza omusango. Omusajja ono omusango yaguza nga October 19th 2017 ku […]

Ssabaminista waakuwa endowozaye ku ky’okujja ekomo ku myaka gya pulezidenti.

Ivan Ssenabulya

November 7th, 2017

No comments

By aMoses Kyeyune Akakiiko ka Parliament akakola ku by’amateeka lwekadamu okukola emirimo gyako , nga kano kekawulira ebirowoozo by’abantu ku bago ly’eteeka ely’okujja ekomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga. Akakiiko kano akakulirwa  omubaka wa West Budama Jacob Oboth Oboth  kasuubirwa leero okuwayaamu ne ssabaminister wa […]

poliisi ekutte abantu babiri kubye ttemu e Njeru

Ivan Ssenabulya

November 6th, 2017

No comments

Bya Ritah Kemigisa Police ye Jinja eriko abafumbio begalidde ku byekuusa ku butemu obwakolebwa ku mukazi 30 Agnes Nampijja, gyebuvuddeko. Omugenzi yali akwata snsimbi mu baala emu mu Town Council ye Njeru, wabula yatemulwa omulambo nebagusuula mu kabira. Omqwogezi wa poliisi mu gwanga Assan Kasingye […]

Gwebasanze mu dduuka nga’bba bamusse

Ivan Ssenabulya

November 6th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abatuuze be Misindye mu divison ye Goma mu kibuga kye bavudde bakakanye ku muvubuka gwebasanze ngayigira dduka lya mutuuze munaabwe nebamukuba emiggo ejimuttiddewo. Gerlad Kaganda nga mutuuze we Kalagi e Mukono asangiddwa mu dduka lya  Sam Matega ng’ono bamusaze mu ssente nga yemakula. […]

Bannamwulire babiri bavunaniddwa gwakulebula ssbapoliisi we gwanga

Ivan Ssenabulya

November 6th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Banamawulire 2 abavunibwa ogw’okulebula ssabapolice we gwanga bawereddwa okweyimieirwa, buli omu ku nsimbi emitwalo 70 ezibadde eza buliwo ate ababeyimiridde ku 4 ku kakadde kamu ezitabadde za buliwo. Bano kuliko Stanley Ndaula ne  Robert Ndaula kigambibwa nti basasanya amawulire agobulimba ku ssbalipoosi […]

Gashumba ne Muganda we bakiriziddwa okweyimirirwa

Ivan Ssenabulya

November 6th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Omutapusi wensonga zebyobufuzi nedala eza wano na wali Frank Gashumba ne Muganda we Innocent Kasumba bavunaniddwa mu kooti ya Buganda Road emisango 7 okuli okwefuula kyebatali, obufere nokujingirira ebiwandiiko nemiralala egykuusa ku kusangibwa nebiragalalagala. Gashumba ne Kasumba  ne wofiisa mu byokutambula nokulambula […]