Amawulire

Abavubi e Mayuge bakuwagira Okujikwatako ssinga babajjako amagye ku nyanja

Ivan Ssenabulya

October 30th, 2017

No comments

Bya Abubaker Kirunda Abavubi mu district ye Mayuge basabye omukulembeze we gwanga Yoweri Museveni okulagira amagye ge gwanga agalwanyisa envuba embi, olwo bbo bakuwagira ebyokukwata ku nnyingo 102/b okujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga. Bano babadde bogerako nomubaka omukyala owa district ye Mayuge, Jullie […]

Okuwandiisa abagenda okulonda ku byalo kukomekerzebwa lwaleero

Ivan Ssenabulya

October 30th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye Akakiiko kebyokulonda kasabiddwa kasabiddwa okwongezaayo entekateeka yokuwandiisa abagenda okulonda, abakulembeze bobukiiko bwe byalo. Omulanga gukubiddwa abekibiina kya FDC. Omumyuka womwogezi wekibiina Paul Mwiru ategezeza nti okusinziira ku byebafuna okuva mu byalo okwetoola egwanga, abantu tebanajjumbira. Agamba nti abakiiko kebyokulonda tebakoze kusomesa bantu […]

Omuti gukubye abaziisi omu nafirawo

Ivan Ssenabulya

October 30th, 2017

No comments

Bya Abubaker Kirunda Mu district ye Mayuge entiisa ebutikidde abakungubazi, omuti bwegukubye emmotoka ebadde yaleese abaziisi omu nafa. Bino bibadde mu gombolola ye Baitambogwe ku kyalo Butte, ngomugenzi ategerekese nga Fred Byabirime  owemyaka 32  ng’abadde mutuuze we  Mbale. Bino okugwawo kidiridde abakungubazi okwegama mu taxi […]

Salamu Musumba alabudde ku njala e kamuli.

Ivan Ssenabulya

October 30th, 2017

No comments

Bya sam Opio.     E  Kamuli eyaliko  ssentebe wa district eno Salaam Musumba asabye abalimi beeno okutwala okulima nga akalimo, sosi kujjamu mere yakulya yokka. Musumba okwogera bino abadde alambula abalimi abaliko kebeekoledde mu kitundu kino, n’agamba nti abatuuze bagwana batandike okukozesa enima ey’omulembe […]

Mu kenya abyava mu kulonda bisubirwa leero.

Ivan Ssenabulya

October 30th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba. Mu  Kenya  akakiiko k’ebyokulonda kategeezeza  nga olwaleero  bwekagenda kulangirira  ebyavudde mukulonda kw’obwa president . Amyuka akulira akakiiko kano Consolata Nkatha agambye nti kumasaza 7 agabadde gatanaleeta byava mukulonda webukeeredde nga mukaaga galeese, kale nga wabulayo esaza limu lyokka Yye ssentebe w’akakiiko kano […]

Abavubuka be Karamoja bukalimpitawa tebukyabatuuka.

Ivan Ssenabulya

October 27th, 2017

No comments

By  Steven Ariong. Mu Karamoja abavubuke beeno basabye minisitule y’ebyobulamu okufuba okulaba nga babaletera obupiira obunene obutabanyiga, kubanga obuliwo kakano tebubatuuka. Bano basinzidde mu lukiiko olubadde lukwata kubya kawuka ka mukenenya, olutudde e Moroto. Simon Lokol ow’emyaka 24 yemulugunyizza nti obupiira bwebabawa esangi zino bufunda […]

Ow’emyaka 15 asse omusajja abadde amusobyako.

Ivan Ssenabulya

October 27th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba      E  Kabale police ekkutte omuwala wa myaka 15 nga ono agambibwa okuva mu  mbeera okukakana nga afumise omusajja ow’e myaka  21  akambe kumutima n’amutta. Omugenzi ategerekese nga Jackson Katashaya  omutuuze we  Rwabarera  mu district ye Rubanda Ayogerera Police  yeeno Elli […]

Abaserikale musanvu bavunaniddwa mu kooti y’amagye.

Ivan Ssenabulya

October 27th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah. Kooti y’amagye e tuula e makindye eriko abaserikale 7 besindise ku alimanda nga  bano balangibwa gwa  kuwamba  omusajja enzalwa ya Rwanda Joel Mutabazi eyali adukidde mu uganda  okunoonya obubudamu Abakaligidwa kuliko Joel Aguma,  Nixon Agasirwe Karuhanga, James Magada, Benon Atwebembeirwe, Abel Tumukunde […]

Poliisi ekutte owa S4 nolupapula olusomole

Ivan Ssenabulya

October 26th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye Poliisi eriko omuyizi owa S4 owemyaka 17 nga muyizi ku ssomero lya Kimuna S S mu distrct ye Nakaseke bwasangiddwa nolupapula lwa Biology, nga akaseera kebigezo tekanatuuka. Bwabadde ayogerako naffe, omumyuka womwogezi wa poliisi Polly Namaye, atubuliidde nti bwebakutte omuyizi ono, nabategeeza […]

Okulonda mu biffo ebimu kwongezeddwayo

Ivan Ssenabulya

October 26th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Mu gwanga lya Kenya, akakaiiko akebyokulonda aka Independent Electoral and Boundaries Commission kayiirizza okulonda mu bifo ebimu, obwegungungo gyebukutte wansi ne waggulu. Bwabadde ayogera na banamwulire kungeri okulonda gyekutambulamu, mu kibuga ekikulu Nairobi, akulira akakiiko ka IEBC Wafula Chebukati agambye okulonda mu […]