Amawulire

Eby’okulonda kwe kenya bizibuwadde-abagenda okulondesa tebali mu mateeka.

Ivan Ssenabulya

October 25th, 2017

No comments

Bya samuel Ssebuliba. E  Kenya embeera eyongedde okwononeka , nga kino kidiriidde kooti ensukulumu leero okulemwa okusalawo oba okulonda kwenkya kunabaayo oba nedda. Amakya ga leero ssabalamuzi we gwanga lino David Maraga ategeezeza banna-kenya nti omusango guno tayinza kugutyemula, kubangga abalamuzi omusanvu abatuula ku kooti […]

Ababaka ensimbi obukadde 29 bazigaanye.

Ivan Ssenabulya

October 25th, 2017

No comments

Bya Kyeyune Moses .   Abamu ku babaka abavuganya gavumenti  mu palamenti basazeewo okuzaayo ensimbi obukadde 29 ezibadde zibaweredwa okugenda beebuze ku balonzi ku nsonga y’okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga. Bano nga bakulembedwamu Nampala w’oludda oluvuganya gavumenti Ibrahim Semujju Nganda bagambye nti eno […]

Abe Kiboga bagala Nankabirwa akube enkungaana

Ivan Ssenabulya

October 24th, 2017

No comments

Bya Christopher Kisekka   Abakulembeze mu distrct ye Kiboga basabye nampala wa gavumenti Ruth Nankabirwa, okukola okwebuuza okwawamu ku nnongosereza mu ssemateeka. Abakulembeze naddala abekibiina kya NRM bagmba nti okwebuuza okwomunda, tekujja kukola balina okudda wansi mu bantu babulijjo okubabuliira ensonga. Nakabirwa, nga ye mubaka […]

Bazadde bomwana eyakubwa akakebe komukka ogubalagala balumiriza poliisi

Ivan Ssenabulya

October 24th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Bazadde b’omuyizi Muzafaru Kamakya owemyaka 16, eyatemeddwako omukono oluvannyuma lw’okukubwa akakebe ka ttiyaggaasi e Makindye balumirizza poliisi ne gavumenti nti bebavunanyizibwa era balina okumujanjaba. Kitaawe, Mohammed Mbuga asangiddwa mu ddwaaliro e Mulago ategeezezza nti mutabani we teyali mu kwekalakaasa. Ono agamba nti […]

Besigye Okusaba kwe ayimbulwe kulamulwa olunnaku olwenkya

Ivan Ssenabulya

October 24th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Omulamuzi wa kooti ento e Nakifuma mu district ye Mukono, olunnaku olwenkya ngennaku zomwezi 25th yakulamula ku kusaba okwatwalibwayo Dr. Kiiza Besigye ne banne abalala babiri, nga bagala okubayimbula awatali akubye ku Mukono. omulamuzi Sylvia Nvanungi asubirw aku ssaawa 3 ezokumakya okulamula. […]

Omukazi atemyeko bbaawe omukono lwa ccapati

Ivan Ssenabulya

October 24th, 2017

No comments

Bya Abubaker Kirunda Police e Kamuli eriko omukazi owemyaka 39 gwegalidde oluvanyuma lwakutemako bbaawe omukono ogwa ddyo, bweyaganye okumuwaako ku ccapati. Omukwate ye Justine Kulabako nga mutuuze we Nayiira mu ggombolola ye Kitayunjwa mu district ye Kamuli. Omowgezi wa poliisi mu Busoga North, Michael Kasadha […]

Abateberezebwa okutemula omugenzi Kaweesi 8 babawererzza mu kooti ewozesa egya naggomola

Ivan Ssenabulya

October 24th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Kooti e Nakawa eriko abantu 8 kwabo 22 abateberezebwa okutta eyali omwogezi wa poliisi, omugenzi Andrew Felix besindise mu kooti ewozesa emisango egya naggomola n’egisuka ensalo bongere okubitebya. Bano olwaleero balabiseeko mu maaso g’omulamuzi Noah Sajjabi  n’abasomera ekiwandiiko kya miko 8 kwasinzidde […]

Omubaka Abiriga asasudde engasi ya mitwalo 4 obutasibwa

Ivan Ssenabulya

October 24th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Omubaka wa muniapaali eye Arua Ibrahim Abiriga kooti emusingisiza omusango ogw’okufuuka ekyeneena n’ajamawa ekibuga, bwatyo n’alagirwa okusasula engasi ya kooti ya mitwalo gya ssilingi 4. Abiriga amakya ga leero yeerese mu kooti ya city hall ebadde ekubirizibwa omulamuzi we ddaala erisooka, Beatrice […]

Abateberezebwa okutta kaweesi bali mu kooti leero.

Ivan Ssenabulya

October 24th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah.   Abasajja 22 abateberezebwa okwetaba mukutta eyali omwogezi wa Police Andrew Felix Kaweesi leero basubirwa okulabikako mu kooti e Nakawa bongere okumanya police weetuse mu kunonyereza ku musango gwabwe Bano basubirwa okulabikako mu maaso g’omulamuzi Noah Sajjabi. Kinajukirwa nti mu October 10th […]

Ababaka ba parliament bakuweebwa obukadde 29 leero.

Ivan Ssenabulya

October 24th, 2017

No comments

Moses Kyeyune. Kimaze okukakasibwa nga Government bweweereza obuwumbi 13 eri Parliament ye gwanga, nga zino zezookugabira ababaka ba Parliament basobole okutabaala egwanga nga bebuuza ku bantu ku nsoga y’okugya ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga. Engaba y’ensimbi zino tegenda kugoberera bibiina by’ababaka byebagwamu, era nga […]