Amawulire

Gavumenti eremereddwa okumatiza abasawo badde ku mirimu

Ivan Ssenabulya

November 6th, 2017

No comments

Bya Ndaye Moses Gavumenti eremereddwa okumatiza abasawo badde ku mirimu okuva mu kediimo kebalimu. Ssbaminista we gwanga Dr. Ruhakana Rugunda assisinkanye abasawo ku ddwaliro ekkulu e Mulago wabula, byonna byabaddenga abagamba nga bibagwa nkoto. Ssabainista asabye abasawo bano baddeyo ku mirimu, nabasubiza nti babakolera entegeka […]

E kabale akabenje katuuze 2.

Ivan Ssenabulya

November 6th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba. Abantu 2 bafiiridde mu kabenje akagudde wano e kabale nga kino kidiridde Fuso okukonagana ne trailer Kano akabenje katwalidemu emotoka ekika kya Fuso  number RAB 287Y  ne lukululana  number UAZ-490D  ebadde yeetisse soda wa Rihama nga eno ebadde eyimiridde kukubo. Abafudde kubadeko […]

Bodaboda esse omukadde wa myaka 70.

Ivan Ssenabulya

November 6th, 2017

No comments

Bya Abubaker Kirunda.   E Kamuli police etandise okuyigga omugoba wa bodaboda atomedde omukyaka owe myaka 70 n’amutta. Owa bodaboda akoze kino ye Paul Bireza  omutuuze we Kitayunjwa , nga ono akoonye omukadde Scovia Namuganza 70   ku kyalo Busota n’amutta. Omugenzi ono okukoonebwa abadde asala […]

Amasimu 150 agabade gabbibwa gazuulidwa mu kampala.

Ivan Ssenabulya

November 6th, 2017

No comments

Bya Ritaha Kemigisa. Police mu kamapala etegeezeza nga bwekutte amasimu 150 agagambibwa okubibwa mu  Kampala n’emiriraano Ayogerera police mu uganda Asan Kasingye atubuulide nti kino ekikwekweto kigenderedwamu kumalawo buzi bw’amisango obubadde bweyongedde enyo mu kampala wano Ono agambye nti mu kaweefube  ono abantu 15  bebakakwatibwa […]

Abasawo basalawo leero ku ky’okwekalakaasa kwabwe.

Ivan Ssenabulya

November 6th, 2017

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Bbo abasawo abeegatira mu kibiina kyabwe ekya Uganda Medical Association olwaleero lwebagenda okuwayaamu nebanaaabwe okuva mu gwanga lyonna basalawe oba baakusigala n’entekateeka zaabwe ez’okwekalakaasa. Kinajukirwa nti abakulu bano nga 9th baatula mu tabamiruka nebakaanya nti bwezikoona nga 6th  November bakwekalakaasa singa government […]

NRM etendise okwebuza ku ky’okujja ekomo ku myaka gya pulezident.

Ivan Ssenabulya

November 6th, 2017

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Olunaku olwaleero ekibiina kya NRM lwekitandika okutabaala egwanga nga kyebuuza ku bantu ku nsinga y’okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga. Ekiwandiiko ekyatuwerezedwa omwogezi wa NRM Mr Rogers Mulindwa,kiraga nga ssentebe w’ekibiina kino era president we gwanga YKM bweyalonze abantu beyesiga okukulemberamu […]

Kooti yennyini ate bajituttwe mu kooti

Ivan Ssenabulya

November 3rd, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Kooti ejjulirwamu bajitutte ate mu mbuga, mu kooti eya ssemateeka olwokulemrerewa okukola emirimu gyayo, okulamula emisango gyebyokulonda mu budde. Krispus Ayena Odongo ayagala kooti ya ssemateeka ayagala kooti ya ssemateeka eragire nti ennamula zonna eziwererddwa mu bbanga eriyiseeko nga bwekirabikiddwa mu ssemataaka […]

Poliisi ekutte abadde yeyita omukulu wekitongole kyabamusiga nsimbi

Ivan Ssenabulya

November 3rd, 2017

No comments

Bya Ritah Kemigisa Poliisi ekutte abadde yefuula akulira ekitongole ekivunanyizibwa kuba musiga nsimbi ekya Uganda Investment Authority. Mu lukungaana lwabanamawulire olwawamu amyuka omwogezoi wa poliisi mu gwanga Polly Namaye agambye nti ono tebajja kumwatukiriza mannya, olwokunonyererza okukyagenda mu maaso, wabulanga ali mu kaddukulu ku CPS […]

Muteesa 1 Royal University yakuggulwa mu december.

Ivan Ssenabulya

November 3rd, 2017

No comments

Bya CHRISTOPHER KISEKKA   Abadukanya Muteesa I Royal University bakakasiza  nga bwebagenda okugulawo etendekero lino nga December  2 oluvanyuma lw’okumala ebanga nga eggaddwa. Kinajukirwa  nti embeera okuva mu nteeka kyadirira abasomesa okutandika okwekalakasa nga ensonga ya misaala, ekyaviirako n’abaana okwegatako negujagabira okukakana nga university  egaddwa  […]

Amyuka Pulezidenti akubiriza abantu ku kulonda lwa LC1.

Ivan Ssenabulya

November 3rd, 2017

No comments

Bya Getrude Mutyaba. Omumyuka w’omukulembeze w’eggwanga era nga omubaka wa Bukoto South mu masaka Edward Kiwanuka Ssekandi asabye banna Uganda okujjumbira okulonda  ba Sentebe ba LCI mu kalulu akabindabinda. Ssekandi agamba nti  ba sentebe ba LCI  bakola omulimu munene nyo  kubanga bebatuukibwako ensonga  era nebazitwala […]