Amawulire

Okulonda kwa kenya kukyali mu lusuubo.

Ivan Ssenabulya

October 23rd, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba.   Mu Kenya agavaayo galaga nga  munna mukago gwa NASA Raila Odinga bwakalade n’asaba abalonzi bonna obutageza kwetaba mukulonda kuno okusemberedde, wabula bekalakaase okuva enkya okutuusa ku lw’oksatu Odinga agamba nti waliwo obululu obw’akubiddwa wabula nga buno bwebugenda okukozesebwa Uhuru Kenyatta okubba. […]

Abagenda okulondasa ba ssentebe ba LC1 batendekebwa leero.

Ivan Ssenabulya

October 23rd, 2017

No comments

Bya Ben Jumbe. Olunaku olwaleero akakiiko k’eby’okulonda mu gwanga lwekatandika okutendeka abantu abagenda okukola ogw’okulondesa , banna- uganda bwebanaaba balonda ba ssentebe b’ebyalo omwezi ogujja. Okusinziira kuntekateeka egenda okugobererwa ,okwetegereza abalonzi,kko n’okutereeza enkalala z’abalonzi kugenda kukolebwa sabiti eno okuva nga  26th–30th October 2017. Twogedeko ne […]

Eyalekanidde mu bantu bamusibye omwezi mulamba

Ivan Ssenabulya

October 20th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Agambibwa okusangibwa ng’awoganira mu bantu avunaniddwa nawebwa ekibonerezo kyakusibwa mwezi mulamba. Semakula Arafat avunaniddwa mu kkooti ya City Hall mu maaso g’omulamuzi we daala erisooka Beatrice Kainza nakiriza omusango gw’okweyisa mungeri  etagasa. Wabula oluvanyuma lw’okukiriza omusango omulamuzi amuwadde ekibonerezo kyakwebaka mu kkomera […]

Poliisi ekutte Nandala Mafaabi

Ivan Ssenabulya

October 20th, 2017

No comments

Bya Judith Atim E Mbale poliisi ekubye amasasi mu bbanga nomukka ogubalagala, webadde egumbulula abawkanya okutigtiga mu ssemateeka, okujjawo ekkomo ku myaka gyomukulembeze. Omusasi waffe Judith Atim, atubuliidde nti bano babadde bakulembeddwamu ssabawandiisi wekibiina kya FDC, omubaka wa Budadiri, Nandala Mafaabi okutambula mu kibuga kye […]

Abe Makindye olwaleero bafesezza omukka ogubalagala

Ivan Ssenabulya

October 20th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ebyokwerinda bikyanywezeddwa e Makindye, oluvanyuma lwakanyolagano akaddewo nabawagizi boludda oluvuganya gavumenti, abawakanya ekyokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga. Abasirikale abagumbulula okwekalakaasa bayiriddwa okulawuna wonna. Omubaka wekitundu kino Allan Ssewanyana olwaleero abadde yategese olukungaana, okwebuuza ku bantu kubye nnongosereza mu ssemateeka nokubabulira […]

Omutuuze atutte palamenti mu kooti

Ivan Ssenabulya

October 20th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Waliwo omutuuze atutte palamenti mu mbuga zamateeka, nawabira nomukubiriza wolukiiko lwe gwanga olukulu, Rebeeca Kadaga olwokumenya amateeka agagobererwa mu kukubiriza enkiiko. Alex Waiswa Mufumbiro nga munnamateeka era amyuka akulira ebyamawulire mu kibiina kya DP ayagala kooti eyise ekiragiro, ekigaana okubonereza ababaka 25 […]

Aba FDC bagenda kutwala poliisi mu kooti yensi yonna

Ivan Ssenabulya

October 20th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye Olukiiko olufuzi olwekibiina Kya FDC lusazeewo kugenda mu kooti yansi yonna kubikolobero ebikolwa police mu gwanga ku banna byabufuzi abavuganya gavumenti. Bino byanjudwa ssabawandiisi we kibiina Kya FDC Nathan Nandala Mafabi mu lukungaana lwabanna mawulire olutudde e Najjanankumbi. Mafabi agambye ssemateeka akirambika […]

Abaserikale be kampala beebasinga okulya enguzi.

Ivan Ssenabulya

October 20th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye.   Ekitongole kya police ekikola ku by’empisa mu police mwenyini ekya Professional standards unit kifulumiza alipoota nga eno eraze nga abaserikale abakola mu Kampala n’emiriraano bwebakyakize okulya enguzi. Vacent Ssekate nga ono yayogerera ekitongole kino  agambye nti ku misango 1000 egy’obuli bw’enguzi […]

Besigye, Lukwago, Amuriat, Ingrid nabalala babakwatidde Kabaala

Ivan Ssenabulya

October 19th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Poliisi e Kabale ekutte munna FDC Dr. Kiiza Besigye ne Patrick Amuriat avuganya ku bukulembeze bwekibiina, Lord Mayor wa Kampala Erias Lukwago, Ingrid Turinawe nabalal abekinywi. Bano poliisi ebatangidde okugenda e Kabaale mu kisaawe awabadde wategekeddwa olukungaana. Omuddumizi wa poliisi mu Kigezi, […]

Bobie Wine yekubidde enduulu mu kooti

Ivan Ssenabulya

October 19th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Omubaka wa Kyadindo East, Robert Kyagulanyi Ssentamu adukidde mu kooti enkulu ngawakanya ekya poliisi okuwera ebivvulu bye. Kinajukirwa nti akawunegezi akayise police yawandiikide omubaka Kyagulanyi amanyiddwa nga Bobie Wine nebamugaana okudamu okwetaba mu kivulu kyonna kubanga abikozesa okwogera eby’obufuzi. Kati wano Kyagulanyi […]