Amawulire

Ssabawandiisi we’kibiina kyabasomesa James Tweheyo akakiddwa okulekulira

Ivan Ssenabulya

October 23rd, 2017

No comments

Bya Samuel Ssebuliba Ssbawandiisi wekibiina ekigatta abasomesa mu gwanga ekya Uganda National teacher unions akakiddwa okulekulira, mu bbanga lya wiiki emu nga endagano ye yakazibwa obugya. Bwabadde ayogera ne banamwulire oluvanyuma lwakafubo kebabaddemu nabakulu balala mu UNATU abolukiiko olwa boarda, James Tweheyo akyasanguzza nti bamulagidde […]

Abakadde balumbye akakiiko okubanja ensimbi eza buli mwezi

Ivan Ssenabulya

October 23rd, 2017

No comments

Bya Stephen Otage Ekibinja kyabakadde 40 okuva mu bitundu bye gwanga ebyenjawulo balumbye wofiisi zakakiiko akobwenkanya aka Equal Opportunities Commission e Bugolobi nga bagala okumanya lwaki tebakyaweebwa ensimbi eza buli mwezi okuva mu gavumenti. Bano kubaddeko ba namwandu neba ssemwandu okuva mu district okuli Kalisizo, […]

Babiri bakwatiddwa lwakujingirira mukono gwa GISO ne namba ye ssimu

Ivan Ssenabulya

October 23rd, 2017

No comments

Bya FRANK JEAN OKOT Abasajja babiri bagaliddwa poliiis ku CPS mu distrct ye Lira nga kigambibwa nti benyigidde mu kujingirira ebiwandiikoa. Abakwate kigembibwa nti banjirira omukono ne namba ye ssima ebya owebyokwerinda GISO we ggombolola ye Amac, Charles Omedi, okusobola okwewandiisa okufuna endaga muntu. Bano […]

Bakwatiddwa lwakunoga emwanyi ento

Ivan Ssenabulya

October 23rd, 2017

No comments

Bya Abubaker Kirunda Abantu babiri bakwatiddwa ekitongole kyebye mmwanyi ekya Uganda Coffee Development Authority lwakunoga mwanyie ento. Abakwate kuliko Charles Kigenyi owemyaka 35 omutuuze we Nnondwe ne Swaliki Balikowa owemyaka 40 omutuuze we Bunalwenyi mu ggombolola ye Makutu mu distrct ye Iganga. Bano bakwatiddwa mu […]

Abaali abakozi mu Crane Banka bakiriziddwa okuwabira DFCU olwokubagoba

Ivan Ssenabulya

October 23rd, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Kooti enkulu mu Kampala ekirizza abaali abakozi mu Crane Bank 400 okuwawabira, DFCU olwokubagoba mu bukyamu kyebagamba nti kwali kumenya ndagaano. Kuno kuliko abaali ba manega, abakozi mu nsimbi, abalongoosa nbalala nga bagamba nti babasindisa lutti nga kikere, awatali nsoga ya ssimba […]

FDC ebanja kadaga ayogere kubya poliisi okubagaana enkungaana

Ivan Ssenabulya

October 23rd, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye Abekibiina kya FDC bavuddeyo okubanja, omukubiriza wolukiiko lwe gwanga olukulu Rebecca Kadaga, okuvaayo ayogere ku kiragiro ekyaweze enkungaana zaboludda oluvuganya gavumenti ezokwebuuza ku balonzi, mu kukola ennongosereza mu ssemateeka. Bwabadde ayogera ne banamwulire ku kitebbe kyekibiina e Najjanakumbi, omumyuka womwogezi wekibiina Paul […]

Poliisi etandise okunonyereza ku byaliwo e Rukungiri

Ivan Ssenabulya

October 23rd, 2017

No comments

Bya Samuel Ssebuliba Ekitongole kya poliisi kitegezeza nga bwekisindise ekibinja kyabakwasisa amepisa okuva mu Professional Standards Unit okwolekera e Rukungiri okunonyererza ku kavuvungano akaliwo, eno omwafiira omuntu omu. Bino byaliwo abawagizi ba FDC bwebaali babulonda ne poliisi eyali eremesa Dr Kiiza Besigye obutakuba lukungaana e […]

Gwebatebereza obubbi bakubye embooko nebamutta

Ivan Ssenabulya

October 23rd, 2017

No comments

Bya Abubaker Kirunda Mu distrct ye Kaliro mu gombolola ye Nawaikoke mu kabuga ke Nawaikoke abatuuze bavude mu mbeera nebatta omusajja gwebatebereza okubeera omubbi. Attidwa tanategerekeka manya ge, ngono yoomu ku basajja 4 ababade bayigibwa olw’okubba obukadde 13 okuva mu kabuga ke Irundu mu district […]

Abavubuka ba FDC balumbye poliisi ye Naggalama eyimbule Besigye

Ivan Ssenabulya

October 23rd, 2017

No comments

Bya Steven Mbidde Waliwo ekibinja kyabavubuka banna-FDC abagumbye ku police ye Nagalama, nga bagenzeeyo okubanja police mu bwangu ddala eyimbule abantu baabwe okuli Dr Kiiza Besigye, Ingrid Tulinawe, ne Patrick Amuriat, bebaggalira. Bano bagamba nti abantu baabwe bano baggalidwa e Nagalama okusuka esaawa 48 ezirambikibwa […]

Abadde akyusa ebivudde mu musaayi akwatiddwa

Ivan Ssenabulya

October 23rd, 2017

No comments

Bya shamim Nateebwa.   Waliwo omusawo akwatidwa, nga alangibwa gw’akukyusa  bivadde mu musaayi kavuna asasulwa. Omusawo akwatiddwa ye Ritah Nagadya omusawo mu dwaaliro ly’obwananyini e Kalagala mu Mpigi town council. Ono okukwatibwa kidiridde Dr. Dan Byakatonda okuva mu kitongole kya Human Immune Termination Technology okwefuula […]