Amawulire

Minista Matia Kasaija alabudde abantu babulijjo nti poliisi yakubakuba ku nyama.

Ivan Ssenabulya

October 19th, 2017

No comments

Bya Ritah Kemigisa Minister owebyensimbi nokutegekera egwanga Matia Kasaija alabudde aboludda oluvuganya gavumenti, ku kyokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga, nagamba nti nabakiwagira balina ensonga zaabwe. Kasaija abadde ayogera ne banamwulire nategeeza nti buli omu atekeddwa okuweebwa ekyanya, okwogera endowooza ye awatali kutisibwatisibwa. Bino […]

Besigye akyaliddeko abali mu malwaliro abakoseddwa e Rukungiri

Ivan Ssenabulya

October 19th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye Munna FDC, Dr Kizza Besigye olwaleero akyaliddeko abantu abakoseddwa mu kanyolagano kabawagizi ba FDC ne poliisi mu district ye Rukugiru. Okulwanagana kwabaluseewo e Rukungiri, Police bweyakubye amasasi mu bbanga okugumbulula olukungaana olwabadde lutegekeddwa nabantu nebajanukuza mayinja, omuntu omu nafiira mu kanyolagano kano. […]

Ekirwadde kya Mabaga kikakasiddwa mu distrct ye Kween

Ivan Ssenabulya

October 19th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye Gavumenti ekakasizza okubalukawo wekirwadde kya Marburg mu district ye Kween, oluvanyuma lwokwekebejja abamu ku balwadde. Minister webyobulamu Dr. Jane Aceng ategezeza banamawulire nti baliko omukazi owemyaka 50 eyafudde oluvanyuma lwokwetaba mu kuziika kwa Muganda we eyabadde omulwadde. Wabula akaksizza nti basindise ekibinja […]

Omuvubuka asse nnyina lwa mmere

Ivan Ssenabulya

October 19th, 2017

No comments

Bya ISAAC OTWII Mu distrct ye Lira waliwo omuvubuka asse nyina amuzalira ddala ngamulanze kumuwa mmere ntono ku sowaani. Kigambibwa nti omuvubuka ono Andrew Ekwang owemyaka, 22, omutuuze we Acungkene yaakubye nyina owemyaka 59  okukana nga amuse. Jasper Ojok nga muganda womukwate agambye nti  Ekwang  […]

E kagadi omusajja asse mukaziwe.

Ivan Ssenabulya

October 19th, 2017

No comments

BYA  ALEX TUMUHIMBISE. Mu district ye  Kagadi ku kyalo  Rwentahi waliwo omusajja atemyeko muganziwe omutwe bw’amaze naduka ku kyalo. Attidwa etegerekese nga Beatrice Mucheshimaana. Ojara Oneck  nga  ono y’aduumira police ye Kagadi agambye nti okunonyereza kwebakoze kulaze nga bano bwebafunye obutakaanya  nga zekusal kubufumbo bwabwe. […]

Sipiika kadaaga agobye ebisiyaga mu Africa.

Ivan Ssenabulya

October 19th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba. Ababaka ba parliament za Africa abaagenda okwetaba nebanaabwe  mulukungana lwa parliament yensi yonna eya inter parliament union bakaladde nebagaana okuteesa kubikwatana n’ebisiyaga. Kino ekiteeso kibadde kireteddwa akakiiko ka parliament eno akakola ku dembe ly’obuntu, kyoka bino speaker wa parliament ya uganda , […]

Abakulembeze b’e Mpigi bagaanye okugikwatako.

Ivan Ssenabulya

October 19th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba   E Mpigi omubaka wa Mawokota South John Bosco Lubyayi ategeezeza nga bwagenda okusimbira ekuuli ekiteeso eky’okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga, kubanga abantu bakiikirira kino ky’ebaamutumye. Ono okusalawo bwati amaze kuwayaamu n’ebakansala b’amagombolola okubadde Kituntu Nkozi ne Buwama abasobye mu […]

Minister awagidde enkola ya Police

Ivan Ssenabulya

October 19th, 2017

No comments

Bya Franklin Draku     Minister akola ku nsonga z’omunda mu gwanga omukulu Obiga Kania  avudeyo n’awagira ekya Police okukozesa amaanyi nga egumbulula abawakanya eky’okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze . Ono agamba nti olumu Police ewalirizibwa okukozesa maanyi amangi okukakanya abantu nga bano, nadala nga […]

Babiri bafiridde mu kanyolagano e Rukungiri

Ivan Ssenabulya

October 18th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye Abantu babiri kiterezebwa okuba nti bebafiridde mu kanyolagano akagenmda mu maaso wakati wa poliisi nabawgaizi ba FDC. Kitegzeddwa nti Patrick Amuriat Oboi olwaleero abadde agenze Rukungiri wakati mu kunoonya akaulu akentebe yekiiina. Amuriat abadde awereddwako Dr. Kiiza Besigye wabula ensasagge etanadise, poliisi […]

Akulira ebyokulonda mu Kenya akawangamudde nti okulonda tekujja kubeera kwamazima

Ivan Ssenabulya

October 18th, 2017

No comments

Bya Sam Ssebulibwa Akulira ebyokulonda mu gwanga lya Kenya, Wafula Chebukati akawangamudde nti mu mbeera genda mu maaso mu gwanga nga nobukulembez ebwakakiiko ke bweyawuddemu kyandibeera ekizbu okutegeka okulonda kwa bonna okwamazima nobwenkanya, okusubirwa nga October 26. Chebukati abadde ayogera ne banamwulire ku kulekulira kwomu […]