Amawulire

Abakozi ba Red Paper munaana bakwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

November 22nd, 2017

No comments

Bya Ritah Kemgisa. Police wano mu kampala ekakasiza nga bweyakutte abakozi ba  Red Pepper , nga bano yabagye wano e Namanve bweyazinzeeko office zaabwe akawungezi akayise. Bwabadde ayogerako ne banamawulire, ayogerera police ye gwanga  Emilian Kayima  agambye nti kituufu bano baakwatiddwa,  wabula ekyabakwasizza mpaawo yaakutegede […]

Abagoba ba takisi bekalakaasiza-bagaanye okuwa eza liyisinsi.

Ivan Ssenabulya

November 22nd, 2017

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Agali mu kampala galaga nga abagoba ba tax bwebagootanyiza eby’entambula naddala ku Jinja road, nga kino kidiriidde okwesulamu julume nebekalakaasa nga bawakanya ekya KCCA okutandika okubasolooza omusolo ogw’abuli mwezi. Bano bagamba nti mu July president yayimiriza omusolo guno, n’abagamba nti gufuuke gwabuli […]

Omukulembeze we gwanga lya Zimbabwe ddaaki atadde entebbe

Ivan Ssenabulya

November 21st, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya ne Benjamin Jumbe Omukulembeze we gwanga lya Zimbabwe namukadde owemyaka 93 Robert Mugabe ddaaki alekulidde, okuva mu ntebbe. Ono okulekulira kwe kusomeddwa omukubiriza wolukiiko lwe gwanga olukulu Jacob Mudenda. Mu bbaluwa evudde ewa Mugabe, agambye nti asazeewo bwati kyeyagalire okusobola okukyusa obukulembeze […]

Akena addukiodde mu kooti ngawakanya okumugoba mu baddukanya ebyobugagga bya kitaawe

Ivan Ssenabulya

November 21st, 2017

No comments

Bya EPHRAIM KASOZI Mutabani womugenzi Milton Obote okuva mu kibiina kya Uganda People’s Congress James Michael Aken emirerembe gye tejinaggwa, ngono akyawakanya engeri gyebamuwandukulula okuva kubwa memba abaddukanya ekibiina kya Milton Obote Foundation, ekiddukanya ebyobugagga byomugenzi kitaawe. Mu musango gwatadde mu kooti enkulu mu Kampala, […]

Ssentebbe we kyalo yawambiddwa oluvanyuma nebamutemula

Ivan Ssenabulya

November 21st, 2017

No comments

Bya Yazid Yolisigira Enitiisa ebutikidde abatuuze be Nakavule mu district ye Iganga bwebagudde ku mulambo gwa ssentebbe wekyalo nga gwsuliddwa ku nnyumba ebadde ekyazimbibwa, kinnya na mpindi namaka ge. Abdallah Mawogole, ngera abadde musubuzi okuva mu kibiina kya NRM ngera yabadde akautte bendera mu kulonda kwe […]

Ba Minista baziriridde Mugabe olukiiko lwa Cabinet

Ivan Ssenabulya

November 21st, 2017

No comments

Ba minister abawerako mu gwanga lya Zimbabwe bazize olukiiko olwa cabinet olwaleero nga bawakanye ekya Nmaukadde Robert Mugabe, okulukubiriza nga bagamba nti ssi yatekeddwa era bagenda kumulivvula. Olukiiko luno lubadde lwayitiddwa President Mugabe wabula mpaawo kigenze mu maaso, akanyizza kulinda bateesa nga tebalabikako. Bino webijidde […]

Abazirwanako mu FRONASA abawagidde okujja ekkomo ku myaka

Ivan Ssenabulya

November 21st, 2017

No comments

Bya Kyeyune Moses Waliwo abazirwanako mu kibinja kya Front for National Salvation Army (FRONASA) abagala palamenti, ejjewo ekkomo ku myaka egya waggulu 75, ate egya wansi 35 bagamba jisigalewo. Nampala wabazirwanako bano Vianney Matovu ategezezza akakiiko ka palamenti akamateeka nti abemyaka 35, babeera batto okwenyigira […]

Minisitule y’byensimbi ekakasizza ebiwandiiko ku bbago lyo’mubaka Magyezi

Ivan Ssenabulya

November 21st, 2017

No comments

Bya Kyeyune Moses Ministry yebyensimbi nokutegekera egwanga ekirizza era nekakasa satifiketi ekwata ku mbeera yebyensimbi, ku bbago lyomubaka wa Igara West, Raphael Magyezi eryokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga. Bwabadde alabiseeko mu kakaiiko ka palamenti akamateeka emisana ga leero, minister omubeezi owebyensimbi nokutegekera egwanga  […]

Eyali omumyuka wa Robert Mugabe naye amusabye alekulire mu bwangu.

Ivan Ssenabulya

November 21st, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba. Mu Zimbabwe eyali omumyuka w’omukulembeze we gwanga lino Emerson Mangangwe atabukidde eyali mukamaawe Robert Mugabe namuwabula nti yegobe nga bukyali , mukifo ky’okulinda okuswala nga agobwamu kubwa pulezidenti. Emmerson Mnangagwa  ono  amagye ge gwanga kko nebana-ZANU bamusonzeeko olunwe nga ateekedwa okudda mu […]

Abasawo beetaga bweyamo mu buwandiike badde ku mirimo.

Ivan Ssenabulya

November 21st, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba. Abasawo abali mu kwekalakasa bategeezeza nga bwebali abategefu okudda ku mirimo gyabwe, singa government emala neteeka mu buwandiike ebweyamo bweyakoze  nga eri n’abasawo bano akawungezi akayise. Twogedeko ne ssentebe w’ekibiina kino ekitaaba abasawo ekya Uganda medical association Dr Ekwaro obuku n’agamba baawayizaamu […]