Amawulire

Akakiiko kebyobusubuzi kakusisinkana presidenti Museveni

Ivan Ssenabulya

December 13th, 2017

No comments

Bya Moses Ndaye Ababaka ku kakiiko ka palamenti akebyobusubuzi bakusisinkana omukulembeze we gwanga Yoweri K. Museveni mu masekati gomwezi guno, ku nsonga ze bbago lya Sukaali erya Sugar Bill 2016. Ssentebbe wakakiiko kano, omubaka wa munisipaali eye Fort Portal Alex Ruhunda ategezeza nti bakusisnkana presidenti […]

Abbye essimu bamusalidde embooko 20

Ivan Ssenabulya

December 12th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Gwebateberezza okubba esiimu bamusalidde mbooko amakumi 20. Taliki Ssonko owemyaka 17, bamuwewenyudde kibooko nga bamulanga okwekobaana ne munne nebabba essimu. Kitegerekesse nti Omuwala ategeerekeseeko erya Nankya owemyaka  14  yabbye essimu mu Kisenyi Zooni e Kawempe n’agitwalira Ssonko okugifunira akatale wabula wakati mu […]

Omusango gwe’bibiina okuyimiriza palamenti gwa nkya

Ivan Ssenabulya

December 12th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Kooti enkulu mu Kampala etaddewo olwenkya okuwuliriza okusaba okwatekeddwayo ebibiina ebivuganya gavumenti nga bagala kooti eyimirize palamenti obutagenda mu maaso okuteesa kubye nnongosereza mu ssemateeka. Omumuyuka wowandiisi wa kooti Joy Kabagye yataddewo essaawa 8 olwenkya. Olunnaku olwe ggulo ebibiina ebivuganya gavumenti 3 okwabadde […]

Katemba mu palamenti, Ssewanyana ajidde mu ovulo

Ivan Ssenabulya

December 12th, 2017

No comments

Bya Kyeyune Moses Katemba alabikidde mu palamenti, abababka bwebatanudde okwerumiriza okwambala obubi. Omubaka owamasekati ga Kampala Mohammad Nsereko alumbye omubaka wa munispaali eye Arua Ibrahim okweyambali atyo, mu kyenvu songa wa kitiibwa. Wabula Speaker ategezeza nti enyambala ya Abriga eya Kawunda ekriizibwa, omubaka wa Makindye […]

Taata asobezza ku muwala we

Ivan Ssenabulya

December 12th, 2017

No comments

Bya Malikih Fahad Poliisi ye Kalisizo eriko taata Kaggwa ensonyi gwegalidde, bweyakidde muwala we gwazaala namutuuza ku kujjulo kya sitaani. Omukwate wa myaka 38, nga mutuuze ku kyalo Nsambya mu ggombolola ye Kalisizo mu district ye Kyotera nga kigwambibwa yegadanze ne kawaala ke akemyaka 11. […]

Abatasoma baddukidde mu kooti okuwakanya okujjawo ekkomo ku myaka

Ivan Ssenabulya

December 12th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Abantu abeyita abatasoma  baddukidde mu kooti nga banneya gavumenti okubaleka ebbali, mu kwebuuza ku balonzi okwali kugenda mu maaso kubye nnongosererza mu ssemateeka. Bano bagamba gavumenti erabika yakikola kagenderer okubaleka ebali nga tewaliwo ntekateeka yonna okubasomesa nokubanyonyola ku nongosererza zino. tekateeka zino. […]

Ekya alipoota tekiri ku bigenda okutesebwako

Ivan Ssenabulya

December 12th, 2017

No comments

Bya Kyeyune Moses Obunkenke bweyongedde, ekya alipoota yakakiiko ka palamenti akamateeka essubirwa okwanjulwa olwaleero ku bye nnongosereza mu ssemateekaokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga bwekitalabikidde ku lukangaga lwebigenda okutesebwako akawungeezi kano, mu lukiiko lwe gwanga olukulu. Alaipoota yakakiiko kamateeka akabadde kekennenya ebbago eryayanjulwa omubaka […]

Musabire palamenti

Ivan Ssenabulya

December 12th, 2017

No comments

Bya Benjamin Jumbe Omubaka omukyala owa district ye Mitooma, Jovah Kamateeka asabye abantu babulijjo okusabira ennyo palamenti. Bino bijidde mu kadde, nga alipoota yakakiiko ka palamenti akamateeka essubirwa okwanjulwa olwaleero ku nnongosereza eza ssemateka ku nnyingo 102b. Bwabadde ayogerako naffe, omubaka Kamateeka agambye nti bann-Uganda […]

Ababaka ba NRM bevumbye akafubo nga tebanagenda mu palamenti

Ivan Ssenabulya

December 12th, 2017

No comments

Bya Benjamin Jumbe Ababaka banna-NRM bonna bayitiddwa okwetaba mu kafubo ak’enjawulo nga tebanagenda kukubaganya birowoozo ku kyakujja komo ku myaka gya mukulembeze wa gwanga, akawungeezi kano. Olwaleero palaliment esuubirwa okukubaganya ebirowoozo ku alipoota yakakiiko akabadde kasengejja ebago lyokujja ekkomo ku myaka. Amyuka ayogerera akabondo ka […]

Okunonyereza kwa Daily Monitor kulaga nti abomu Bugwanjuba Bawagira Ennongosereza

Ivan Ssenabulya

December 12th, 2017

No comments

Bya Benjamin Jumbe Olupapula lwa Daily Monitor luliko okunoonyereza kwelwakoze n’ekizuuka ngababaka abava mu Bugwanjuba bwe gwanga bebasinga okuwagira ekyokujja ekomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga bwogeregeranya ne banaabwe abava mu bitundu ebirala. Okunonyereza kulaga nti  ababaka 53% bawagira ensonga eno,  ate ekitundu ky’amambuka nekiddako […]