Amawulire

Omubbi w’ente akwatidwa.

Ivan Ssenabulya

December 18th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba. Police mu district ye Kapchorwa police ekutte omusajja wa myaka 40 nga ono abadde yeefude kafulu mukubba ente z’abatuuze. Omukwate  ono ye Chemutai David nga  ono asangidwa lubona nga awalabanja ente ezisoba mu 6 azitwala kuzitunda. Ayogerera Police mu kitundu kino Rogers […]

Omukuuma Dembbe atutte ssabapolice mu kooti.

Ivan Ssenabulya

December 18th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah. Waliwo omukuuma dembe ow’ekitongole eky’obananyini atutte sabapolisi we gwanga mumbuga z’amateeka, nga ono amulanze kumusaako misango gyakukolagana nebakijambiya abaali batogoza abantu  be masaka ne Kampala. Grace Bukenya eyali akuuma ku New Nana hostel e Makerere agamba nti yakwatibwa wano e Makerere nga […]

Ababaka mukaaga bagobeddwa mu palament.

Ivan Ssenabulya

December 18th, 2017

No comments

Bya kyeyune Moses. Sipiika wa Parliament omukyala Rebecca Kadaga anyiize okukakana nga agobye ababaka ba parliament mukaaga, nga bano abalanze kweyisa mungeri etagwana. Ababaka abagobeddwa kuliko owe Ntungamo Municipality Gerald Karuhanga, owe Erute South MP Jonathan Odur, owe Kiira Municipality Ibrahim Ssemujju Allan Sewanyana owe […]

E mubende abantu bana battidwa mubukambwe.

Ivan Ssenabulya

December 16th, 2017

No comments

Bya Magembe sabiiti E Mubende entiisa ekedde kubuutikira batuuze, nga kino kidiridde abatamanya ngamba okuyingirira amaka g’omukyala ow’emyaka 55 kko nebazukulube basatu nebabatta. Omukyala atiddwa ye Specioza Nalugwa omutuuze we Kyampitsi mu gombolola ye Kabalinga, kko nebazukulube okubadde Sarah Mamata owemyaka 17, Fred Musasizi owemyaka […]

Munamawulire owerinya afudde.

Ivan Ssenabulya

December 16th, 2017

No comments

Bya Ben Jumbe. Banamawuliire mu gwanga bakeredde mu kyobeera nga kino kidiridde okufwa kwamunamawulire ow’erinya Peter Busomoke. Busomoke  afiridde ku dwaliro e Kiruddu ku myaka egy’obukulu 67. Twogedeko ne Robert Ssempala, nga ono yemukwanaganya w’emirimo mu kibiina ekya Human Rights Network for Journalists, n’agamba nti […]

Talk n Talk yankya

Ivan Ssenabulya

December 15th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Olunnaku olwenkya Prgram yo enganzi eya Talk n Talk emalako omwaka yakubeera wali ku Bat Valley Theatre, nga tukyazizza Bobie Wine ne Kato Lubwama. Bano bombi bayimbi ate babaka ba palamenti Program eno ekubirizibwa Kasuku, esajakudde okuweza emyaka 6 wano ku Mpewo […]

Abanoonyi bobubudamu bagala ku mmere ennungi mu ssekukulu

Ivan Ssenabulya

December 15th, 2017

No comments

Bya Benjamin Jumbe Bannansi be gwanga lya South Sudan emitwalo 80, abanoonyi bobubudamu mu nkambi ye IMVEPI mu bitundu bya West Nile basabye abagabi bobuyambi, okubatusiza ku memere ennungi ko mu nnanku enkulu. Bino babitegeezza aba Uganda Red cross bwebabadde baliko ebikozesebwa byebabatwalidde. Bano okusinga […]

Omwana afiridde mu muliro

Ivan Ssenabulya

December 15th, 2017

No comments

Bya Abubaker Kirunda Omwana omu afiridde mu muliro omulala nabuuka nebisago oluvanyuma lwa nabambula okukwata ennyumba mwebabadde mu district ye Bugiri. Omugenzi ye Rose Piece muwala wa Kenneth Othieno omutuuze we Isegero mu ggombolola ye Nankoma mu district ye Bugiri. Omwogezi wa poliisi mu Busoga […]

Poliisi ekutte omukuumi lwakubbisa mmundu

Ivan Ssenabulya

December 15th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Poliisi e Mukono ekutte omukuumi mu kitongole ekikuumi ekyobwananyini, ngabadde afuuse kkondo. Innocent Okello omukumi mu kampuni ya Security Group kigambibbwa aliko abantu beyanyaga ku mudumu gw’emmudu mu kifo ekisanyukirwamu ekya Bambusi Beach ku kyalo Namumira e Wantoni. Kigambibwa nti obubbi buno […]

Kayihura alagidde ekitongole kye’byokulwanyisa mu Poliisi Kinonyerezebweko

Ivan Ssenabulya

December 15th, 2017

No comments

Bya Ritah Kemigisa Ssabapoliisi we gwanga Gen. Kale Kayihura alagidde okunonyereza kukolebwe mu kiongole kya poliisi ekyebyokulwanyisa. Okusinziira ku kiragiro kino kiwereddwa eri abatwala ekitongole kino, Gen. Kayihura alagidde batandikire ku mmundu basitoola. Mungeri yeemu alagidde nabazulibwa nga bakozesa ebyokulwanyisa obukyamu mu kitongole kino baggulweko […]