Amawulire

Dr Ekwaro Ebuku akubiddwa – ali mudwaliro embeera sinungi.

Ivan Ssenabulya

December 21st, 2017

No comments

Bya Damali Mukhaye Police mu Kampala ekakasizza nga bwewaliwo abanyazi abaalumbangaye akulira ekibiina ekitaba abasawo ekya Uganda medical association Dr Ekwaru obuku, nga bano baamusanze ku gate y’amakaage wali e Kitikifumba mu kiira division ku saawa nga 11:00 pm ez’ekiro –nebamukuba. Ayogerera Police mu Kampala […]

Ebbago lisumuse omutendera

Ivan Ssenabulya

December 20th, 2017

No comments

Bya Kyeyune Moses Palamenti, olukiiko lwe gwanga olukulu, akawungeezi ka leero balonze nebawagira okuteesa ku bbago eryokujja ekkomo ku myaka gyomukulemeze we gwanga kugende mu maaso. Ababaka 317 bawagidde ennongosereza zino, ku bbago eryayanjulwa okujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze, 97 tebawagidde ate babiri bokka bebatalina […]

Okulonda ku kkomo ku myaka kugenda mu maaso

Ivan Ssenabulya

December 20th, 2017

No comments

Bya Sam Ssebuliba Okulonda mu palamenti ku bbago lyokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga, kukyagenda mu maaso, mu lutuula oluzeemu akwungeezi kano. Okulonda kuno kwa lwatu, ngababaka avaayo omu ku omu, okulonda ngawagira oba nga tawagira. Wabula agavaay, kyewunyisa ngabamu balonda okuwagira abalala okuwakanya […]

Ababaka babiri bakwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

December 20th, 2017

No comments

Bya moses Kyeyune. Wabadewo akacankalano akaamanyi wali ku mulyango oguyingira palamenti, police bwetaamye nekwata ababaaka 2 okubadde Medard Lubega Sseggona ne Wilfred Nuwagaba, nga bano babade bagezaako okuyingira palamenti. Bano okukwatibwa babade baleese ebiwandiiko ebivudde mu kooti gyebaatutte omusango nga bawawabira speaker olw’okugoba ababaka omukaaga […]

E Masaka omukyala afiiride munju.

Ivan Ssenabulya

December 20th, 2017

No comments

Bya Malik Fahad. Entiisa ebuutikidde abatuuze be Masaka  wano e  Kitengesa  nga kino kidiridde okugwa ku mulambo gw’amunaabwe nga yafira munju. Omugenzi ategerekese nga Rose Nuluwuge omutuuze ku kyalo Kitengesa mu gombolola ye Buwunga. Kudura Mwanje nga ono ye ssentebe w’ekyalo, agamba nti abatuuze bebasambye […]

Ababaka sipiika beyagoba bagenze mu kooti.

Ivan Ssenabulya

December 20th, 2017

No comments

Bya Ruth Andreh. Wabula bano nga bakyetala , bbo ababaka omukaaga speaker beyagoba olwokumuyisamu amaso ku Monday badukidde mu kooti. Ababaka abagobwa kuliko Gerald Karuhanga, Ssemujju Nganda, Mubarak Muyagwa, Antony Akol, Allan Ssewanyana and Jonathan Odur, nga bano mukugenda mu kooti bakulemebedwamu munamateeka wabwe Erias […]

Ababaka bakyagulumba na teeka ku myaka gyamukulemebeze wa gwanga.

Ivan Ssenabulya

December 20th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba. Nate  ne leero ababaka ba parliament bayingidde olunaku olw’okusatu nga bakyagulumba n’ebago ly’eteeka ku komo ku myaka gy’omukulemebeze we gwanga. Mukaseera kano ababaka ab’enjawulo bakyagenda mu maaso n’okunyonyola byebajja mukwebuuza ku balonzi baabwe. Mubamu kubabaka aboogedde ye Theodro ssekikubo owe Rwemiyaga, nga […]

Abavubuka bawakanidde emipiira nebalwana omu nazirika

Ivan Ssenabulya

December 19th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Abavubuuka bamakanika bemmotoka e Makerere ababadde bawakanira omupiira balwanye, omu nakuba munne bubi nnyo nazirika. Tom Kiwalabye ne James Ssenyonjo bombi bakolera mu Kagugube Zone e Makerere balwanye era oluvannyuma Senyonyo nazirika. Musa Musoke omu ku babatasiza agamba nti bano baatandise ngabasaga […]

Omujanjabi abbye essimu

Ivan Ssenabulya

December 19th, 2017

No comments

Bya Shaimim Nateebwa Omujanjabi abye esimu mu ddwaliro e Mulago naleka mulwadde we ngapokya nga talina amujjanjaba. Easter Nabukenya gwebyeko essimu agamba nti omuvubuka ono obwedda agumiise essimu ye nga bwagiwumuzaako wansi okuwa omuladde we kyayi awo weyabulidde. Nabukenya agamba nti omuvubuka takomye ku kubuzaawo […]

Bamugereirwe afulumizza olukalala lwababbi be ttaka

Ivan Ssenabulya

December 19th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Ssentebbe owakakiiko akaweebwa omulimu okunonyereza ku mivuyo gye ttaka mu gwanga, omulamuzi Catherine Bamugemeire aliko olukalala lwavuddeyo nalwo olwababbi era abanyakuzi be ttaka mu gwanga. Muno mubaddemu ba nagagga, nabbi Samuel Kakande, Sudhir Rupalaria, Godfrey Kirumira, Humphrey Nzei nabalala njolo. Bamugemeire wabula […]