Amawulire

Okusabira emirembe

Ivan Ssenabulya

December 26th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ssabasumba we ssaza ekkulu erye Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga asabye wabeewo emirembe mu gwanga, okuviira ddala mu maka. Omulanga gwegukulembeddemu, okusaba okunabuna mu nsi yonna, nga 1st January ku ntandikwa yomwaka okwemirembe, enkola eyatandikibwawo paapa. Ssabasumba asabye abakulembeze okugoberera enfuga eyamateeka, […]

Omwaka 2018 nate gwa’maka

Ivan Ssenabulya

December 26th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ssabalabirizi we kanisa ya Uganda, Stanley Ntagali nate alangiridde omwaka 2018, ngogwamaka. Omwaka guno, 2017 gwalanagirirwa okubeera ogwamaka nga bwebubadde obubaka okwetoola amakanisa mu gwanga, nomulanga ganywezebwe. Ssabalabirizi agammbye nti mu mbeera eyo, bakugenda mu maaso, kubanga amaka gyemirandira gye gwanga.

Ababaka bakusisinkana Presidenti Museveni

Ivan Ssenabulya

December 26th, 2017

No comments

Bya Benjamin Jumbe Ababaka okuva mu kibiina kya NRM abalonda okwawukana ku kusalawo kwekibiina, ku nsonga yokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga bagamba betegese okusisinkana ssentebbe wekibiina, kavuna banayitibwa. Kino kidiridde olukiiko olwabaddewo wiiki ewedde, nga kigambibwa nti basazeewo President Museveni okusisnkana ababaka bano, […]

Poliisi egamba nti tewabaddewo bumenyi bw’amateeka

Ivan Ssenabulya

December 26th, 2017

No comments

Bya Benjamin Jumbe Poliisi etegezeza nti ebikujjuko bya ssekukulu, okwetoola ekibuga ekikulu Kampala, byabadde bya mirembe okutwaliza awamu. Okusinziira ku mwogezi wa poliisi mu Kampala nemiriraano, Luke Owoyesigyire, tewabaddewo nnyo buzibu. Agamba nti waddenga tewabaddewo nnyo bumenyi bwamateeka naye ebikwekweto byabwe byakugenda mu maaso.

Ssekandi awolerezza ekyokujja ekkomo ku myaka

Ivan Ssenabulya

December 25th, 2017

No comments

Bya Ndaye Moses Omumyuka womukulembeze we gwanga Owek. Edward Kiwanuka Ssekandi nga naye asabidde Rubaga, abase akazindaalo nawolerezza ennongosereza ezakoleddwa mu ssemateeka we gwanga. Agambye nti yoomu ku bakola ssemateeka wa 1995, kyabadde kigwanidde, kubanaga batekamu akawayiro ssemateeka okukwatwako. Wabula asanze akaseera akazibu, okunyonyola abakirzza […]

Kattikiro agamba nti obukulembeze kuwuliriza bantu

Ivan Ssenabulya

December 25th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Kamala byonna wa Buganda awabudde abakulembeze okuwulirizanga abantu baabwe. Owembuga agamba nti obukulembeze ku mitendera gyonna butambulira ku bantu, kalenga balina okubategera okuttu okubawuliriza. Charles Peter Mayiga abadde mu kusaba kwa sekukulu wali ku lutyikko e Rubaga, ngaebigambi bye abyesigamizza kungeri ennongosererza […]

Kkereziya evumiridde ekibba ttaka

Ivan Ssenabulya

December 25th, 2017

No comments

Bya Magembe Ssabiiti Kkleziya Katolika evumiridde ekibba ttaka ekisusse mu gwanga ekirese abawerako, nga babundabunda olw’ebibanja byabwe okutwalibwa abagagga nabamu nebagwera mu makomera. Bwannamukulu we Kigo kya Our Lady of Fatima e Mubende Fr Emmanuel Mwerikande asinzidde mu kuyimba Missa eya mazalibwa g’omwana wa Katonda navumirira […]

Abantu beralikirivu

Ivan Ssenabulya

December 25th, 2017

No comments

Bya Gertrude Mutyaba Namungi w’omuntu yeyiye ku lutikko e Kitovu okukuza amazaalibwa ga Yezu Kristu. Mu missa gy’ayimbye, omusumba w’essaza ly’e Masaka John Baptist Kaggwa avumiridde embeera eri mu gwanga n’agamba nasaba wabeewo obukakamu nokukaanya kuba Omulokozi azaaliddwa. Ategeezezza nti abantu bangi bali mu buyinike naye n’asaba […]

Ssabasumba Kizito Lwanga avumiridde abatatana baanwe

Ivan Ssenabulya

December 25th, 2017

No comments

Bya Ndaye Moses Ssabasumba we ssaza ekkulu erye Kampala Dr. Cyprian Kizito Lwanga asabye abantu bakomye, okwenyigira mu bikolwa ebitatana amannya ga banaabwe. Ssabasumba abadde mu kitambiro kya mmisa gyayimbye ku Lutikko e Rubaga, nagamba nti abamu bakidde banaabwe okusanyawo ekitiibwa kyabwe, ekigwana okukoma. Mu […]

Ssabalabirizi agamba Yesu yanalokola mu bikolwa ebikyamu

Ivan Ssenabulya

December 25th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ssabalabirizi we kanisa ya Uganda, His Grace Stanley Ntagali asabye bann-Uganda okwaniriza omulokozi Yesu Christ o kubanga ye mulangira owemirembe atuzaliddwa. Ono avumiridde obwononefu mu nsi, okuli obuseegu mu bavubuka, okwambala obubi, obutabanguko mu maka nebiralal, ngasinzidde wali mu kusaba kwakulembeddemu ku […]