Amawulire

Ab’ekibuli balaajanidde president ku ky’ekomo ku myaka.

Ivan Ssenabulya

December 29th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa. Agava  wano ku   kasozi kibuli  galaga nga amyuka supreme Mufti Sheik Muhammad Kibaate bwasabye omukulembeze we gwanga okugaana okuteeka omukono ku bago ly’eteeka ely’okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga, wamu n’okweyongeza emyaka okuva ku etaano gifuule musanvu kubanga kino kyabulabe eri […]

Amakomera 30 gegazimbiddwa mu 2017.

Ivan Ssenabulya

December 29th, 2017

No comments

Bya Samuel ssebuliba.   Ekitongole ekikola ku by’amakomera  kitegeezeza nga omwaka 2017 bwegutatabadde bubi gyebali kubanga basobodde okuzimba amakomera agawerere dala 30, kko n’okudabirizza agawerako. Kinajukirwa nti mu kaseera kano uganda erina amakomera 290  gokka nga gano gegatereka abasibbe abawerera dala 55,784 abali mu gwanga. […]

Amateeka ku biriroliro gafulumye.

Ivan Ssenabulya

December 29th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye. Police eriko amateeka amakakali g’efulumizza, nga ganno gegagenda okulambika abagenda okutulisa ebiriroliro  eby’aniriza  omwaka 2018. Ayogerera police eya uganda Emilian Kayima agambye nti ebifo byokka ebyaafunye olukusa by’ebigenda okukirizibwa okutulisa ebiriroliro bino okwetoloola uganda. Ono agamba nti buli eyafunye  olukusa yalagiddwa okutulisa […]

Akabenje akagude e kabaale kasse basatu.

Ivan Ssenabulya

December 28th, 2017

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Abantu basatu bebasirikidde mu kabenje, akagudde ku kyalo Kakatunda ku luguudo lwe Kabale-Mbarara, mu Bugwanjuba bwe gwanga. Akabenje kano kabaddemu Taxi number UBA 274/U ne Raum  namba UAU 460/W. Okusinziira ku mwogezi wa poliisi mu tundutundu lya Kigezi, Elli Matte omugoba wa […]

Rwanda eweze enyama eva mu south Africa.

Ivan Ssenabulya

December 28th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba.   Government ya gwanga Rwanda esazewo okuwera enyama n’ebirara byonna ebiva mubisolo kko n’ebinyonyi ebiva mu South Africa nga kino kivudde ku kirwadde ekyalumba egwanga lino. Ekiwandiiko ekivudde mu ministry ekola ku by’obulunzi kirambise nga okuwera kuno bwekukoleddwa okugema okusasaana kw’ekirwadde kino […]

Embogo zirumbye ebyalo mu district ye Kyotera.

Ivan Ssenabulya

December 28th, 2017

No comments

Bya Malik Fahad. Mu district ye Kyotera abatuuze bali ku bukenke , nga kino kidiridde embogo okukulumba ekitundu kino. Ebimu kubifo ebikyasinze okukosebwa kuliko Nakatoke mu gombolola ye Kijonjo . Abatuuze bagamba nti  embogo zino ziyinza okuba nga zaduse mu kuumiro ly’ebisolo elya Mburo national […]

Ebyokoola byokezza amayumba.

Ivan Ssenabulya

December 28th, 2017

No comments

Bya Abubaker Kirunda.   E Bugiri waliwo ebigambibwa okuba eby’okoola ebitaamye, okukakana nga byokezza enyuma zabatuuze musavu. Eno enjega egudde ku kyalo Busanzi mu gombolola ye  Kapyang. Abdallah Kutega  nga ono ye ssentebe w’ekyalo kino agambye nti omuliro ogumazeewo enyumba zino gwavudde ku mabaati. Ebintu […]

Ababaka ba palament omukaaga abaagobawa bakuliyirirwa.

Ivan Ssenabulya

December 28th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah. Omulamuzi wa kooti enkulu mu Kampala Margaret Oguli Oumo  alagidde sipiika  wa parliament Rebecca Kadaga  okuliyirira ababaka ba parliament omukaaga ensimbi zonna zebazze bakozesa okugenda mu kooti, kyoka ye nga agaanye okulabikako . Kinajukirwa nti sipiika sabiiti ewedde aliko ababaka 6 beyagoba […]

Eddwaliro lye’Mulago litubidde nomulambo

Ivan Ssenabulya

December 27th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Edwaliro lye Mulago litubidde nomulambo gwomusajja atanategereke gwebakubye emiggo bwebamuteberezza okubba mbuzi. Okusiziira ku alipoota eyakoledwa poliisi ye Kawolo ono gyeyagyidwa ngataawa yakubidwa abatuuze be Sagazi-Lugazi oluvannyuma lwokumusanga mu kiro ngasikaasika embuzi 3 wabula bwebabubuzizza gy’azitwala n’abaddamu byebatakirizza kwekumukuba. Oluvannyuma lw’okumukazaakaza ennyo […]

Abe Nakawa bakuzimba ekkomera ly’baana

Ivan Ssenabulya

December 27th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye Abe ggombolola ye Nakawa baliko entekateeka gyebakoze okuyita mu kusaka, okuzimba ekkomera lyabaana mu mwaka ogutandika 2018. Mayor we Nakawa Ronald Balimwezo agamba ntia abavubuka wansi wemyaka 18 bangi bakwatibwa naye tebalina kkomera awokubasibira. Kati bano bakubasibira eyo., ekitndu nti kinafuna ku […]