Amawulire

Abantu 140 bebakwatidwa mubikujuko by’olusooka.

Ivan Ssenabulya

January 1st, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Police mu Kampala etegeezeza nga  bweyakutte abantu 141  mubikujuko ebyabadde mu Kampala, nga bano bateberezebwa okubeera abazzi bemisango. Twogedeko ne Lucas Owoyesigyire nga  ono yayoogerera police  mu Kampala n’emiriraano nagamba nti bano okusinga babade banyakula obusawo bw’abakyala, amasimu kko nebirara Ono agamba […]

Abantu basatu battidwa e Bukomansimbi.

Ivan Ssenabulya

January 1st, 2018

No comments

Bya Malik Fahad     E Bukomansimbi abantu 3 battidwa, abasajja abakutte amajambiya bwebalubye ebyalo nebatema buli kiramu. Eno enjega egudde ku kyalo Kisojo mu gombolola ye  Kibinge  nga eno abasajja abatanamanyika balumbye ekyalo nebatema buli kiramu awatali kusosola. Abafudde kuliko Denis Ssebugwawo , omulala […]

President avumiride abawakanya eky’okujja ekomo ku myaka.

Ivan Ssenabulya

January 1st, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba. Omukulembeze we gwanga YKM  atabukidde bannayuganda ebeeyita banasoma, banabyabufuzi, kko n’abanadiini abamu abakukuta n’abagwira bagambye nti bandiba nga baagala kutta democracy ali mu uganda. Bweyabadde ayogerako eri egwanga akawungezi akajjo, President yagambye nti democracy yye nebanne gwebalwaniriira agamba nti obuyinza buli mumikono […]

Amakooti geeyongedde- abalamuzi bakyabuze.

Ivan Ssenabulya

December 31st, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah.   Esiga eddamuzi nakaakano likyalajana olw’abalamuzi abatamala , bebagamba nti bebaviirideko emisango okwetuuma. Solomon Muyita  nga ono yaakola ku by’amawulire mu kitongole ekiramuzi agamba nti mu mwaka guno  2017 basobodde okwongera ku bungi  bw’amakooti   , kyoka bbo abalamuzi tebeyongedeeko. Muyita  agamba  nti […]

Abafumbo balabuddwa kubusambatuko mu maka.

Ivan Ssenabulya

December 31st, 2017

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Abafumbo nadala abasajja basabiddwa okufaayo okugula buli kyetagisa eri abantu bebalabirira, kino kitaase obufumbo okusasika mukadde nga kano ak’ebikujuko.. Ali male nga ono y’ayogerera ekibiina  ekitaba abakola ogw’okubudabuda abantu , n’agamba nti abasajja nadala abalina abakyala ababiri batera obutafaayo ku famile zaabwe […]

Abasomesa ba Makerere bakwongezebwa omusaala.

Ivan Ssenabulya

December 31st, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye.   Omukulembeze we gwanga Yoweri Kaguta Museveni akiriza okwongeza omusaala gw’abasomesa aba Makerere university kino kikendeeze kukwemulukugunya kwebabade nakwo okutatadde. Bino okutuukibwako kidiridde akakiiko keyasiindika e Makerere okunonyereza  kukiviirideko emivuyo gyonna okukomekkereza okunonyereza kwako nekamukwanga ne alipoota eno olunaku olw’egulo. Dr Muhamad […]

Mu kenya akabenje katuze abantu 30.

Ivan Ssenabulya

December 31st, 2017

No comments

Bya samuel Ssebuliba. Mu gwanga lya Kenya agavaayo galaga nga abantu 36 bwebafudde nga kino kidiridde akabenje okugwa  ku luguudo olugatta  Nakuru-Eldoret. Kano akabenje okugwaawo kidiridde ekimotaka ki lukululana okuukoonagana ne bus , okukakana nga abadde avuga tulera  n’omuyambiwe bafiridewo. Ayogerera police eya Rift Valley […]

Emundu ezuulidwa mumaka ga namukadde.

Ivan Ssenabulya

December 30th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba. Police mu district ye kisoro  eriko emundu gy’ezudde, ko n’ebikozesebwa banamagye ebirala omubadde ensawo, ko n’ebyambalo , nga bino bigiddwa e Bunagana kunsalo ya uganda ne  Congo. Elli Matte ayogerera  police mu kigezi agamba nti ekikwekweto ekizudde bino kibadde kikulembedwamu omubaka aduumira […]

UNEB etadise okugolola ebibuuzo ebyakolebwa mu 2017.

Ivan Ssenabulya

December 30th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye. Ekitongole ekikola ky by’ebibuuzo mu uganda ekya UNEB kitandise okugolola ebibuuzo by’abaana eby’akamaliririzo ku mitendera gyona ebyakolebwa mu 2017. Mu mwaka guno abaana abasoba mu kakade bebaakola ebibuuzi ku mitendera esatu  kuli ogwa P7, S.4 ne S.6 , nga bino byakomekerezebwa nga […]

Bankuba kyeyo baakugasa e gwanga.

Ivan Ssenabulya

December 29th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba. Banka enkulu eya Uganda etegeezeza nga bweyagala okulaba nga ensimbi eziva mu bankuba kyeyo bano abakolera ebunayira zitandika okugasa egwanga. Mmukaseera kano buli mwaka bano baleeta mu uganda ensimbi eziweza akawumbi ka dolla kalamba, wabula nga zino zikola ku byakuzimba mayumba gaabwe, […]