Amawulire

Ababatiza abaana ate nebabawonga mu mizimu!

Ivan Ssenabulya

December 27th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omusumba wa St. Dunstan e Wantoni e Mukono Rev. Amos Namwanja avumiridde abazadde abaleeta abaana okubatizibwa mu kanisa ate oluvanyuma nebabawonga mu masitaani. Omusumba Namwanja asinzidde mu kuabatizza abaana abaweredde ddala 80 ku kanisa ya St.Dunstan e Wantoni. Asabye abazadde okufaayo eri […]

Gavumenti yasubiza byoya bya’nswa

Ivan Ssenabulya

December 27th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abatuuze be Kimmi mu bizinga bye Koome mu district ye Mukono basabye gavumenti okutukiriza ebisubizo byayo, gyebali. Kinajjukirwa mu September womwaka guno, ekizinga kino kyakwata omuliro, amayumba, amaato, obutimba ne yingini nebisanawo. Adolf Mbaziira, yoomu ku bakulembeze e Kimmi, agamba nti abakulembeze […]

Obukadde 27 bawandisiddwa

Ivan Ssenabulya

December 27th, 2017

No comments

Bya Ritah Kemigisa Ekitongole ekivunayizibwa ku kuwandiisa abantu mu gwanga ekya National Identification Registration Authority (NIRA) kigamba kisobodde okuwandiisa abantu, okufuna ebibogerako. Bwabadde ayogerako naffe, opmwogezi wekitongole, Gilbert Kadilo agamba nti bann-Uganda obukadde 27 bebakawandiisa, nga kuliko abayizi obukadde 10.5 ate abantu abakulu obukadde 16 […]

Poliisi erabudde abagenda okukyakala ku Beach

Ivan Ssenabulya

December 26th, 2017

No comments

Bya Ben Jumbe Poliisi esabye bannyini biffo ebisanyukirwamu, okunyweza ebyokwerinda obutabaawo Muntu yenna gwebayingiza nga tebamaze kumwekebajja obulungi. Omwogezi wa poliisi mu Kampala nemriraano, Luke Owoyesigyire agamba tewali kakisa konna kebalina kuwa bamenyi mateeka, oba abandikola obulabe. Mungeri yeemu ono alabudde  aganeda ku mbalama ze […]

Poliisi ewakanyizza ebyokulumba wofiisi za CCEDU

Ivan Ssenabulya

December 26th, 2017

No comments

Bya Benjamin Jumbe Poliisi ewakanyizza ebyogerwa abekitongole kya Citizens Coalition of Electoral Democracy in Uganda nti waliwo abakwata mmundu abalumbye wofiisi zaabwe e Nsambya. Gyebwavuddeko omukwanaganya wemirimu gyekitongole Cryspy Kaheru yategezeza nti waliwo abatamanya ngamba abalumbye wofiisi zaabwe, nebakuba omukuumi nebakuliita ne mmundu ye. Wabula […]

Poliisi yakubye omudigize amasasi nafa

Ivan Ssenabulya

December 26th, 2017

No comments

Bya Abubaker Kirunda KAMULI Police e Kamuli yetonze olwekyabaddewo bwebakubye, omusajja amasasi eyabadde agenze okujaguza sekukulu mu kisaawe e Kamuli. Dan Nsubuga Kirunda omutuuze we Namayira mu ggombolola ye Bugulumbya yakubiddwa amasasi agamusse, poliisi bweyabadde ekakanya abantu ababadde mu kujaganya ate nebakkira okulwanagana nabategesi bebivvulu. […]

75 bebazaliddwa mu malwaliro 5 mu Kampala

Ivan Ssenabulya

December 26th, 2017

No comments

Abaana 75 awamu beazaliddwa mu malwaliro ga Kampala okuli Kawempe, Naguru, Nsambya, Rubaga ne Mengo. Kuno kubaddeko abalongo emigogo ebiri, bebazalidde e Kawempe nabalala mu ddwaliro e Nsambya. Ba maama 12 bebalongoseddwa, nga 9 balongoseddwa mu ddwaliro e Kawempe ettabi lye Mulago, 1 e Naguru […]

Banadiini bakyalidde abasibe e Mubende

Ivan Ssenabulya

December 26th, 2017

No comments

Bya Magembe Sabiiti Abasibe mu kkomera lye Kaweri mu disitulikiti ye Mubende bafunye akamwenyumwenyu ku matama, bannadiini mu Kigo kya Our Lady of Fatima e Mubende  bwe babakyaliddeko okulaba embeera gyebalimu n’okubawa obubaka bwamazalibwa. Banadiini bagamba nti basanze ngabasibe bangi balwawo okuwozesebwa n’omujjuzi nga mungi mu buddukulu. […]

Abasibe bali mu mirembe wadde tebalina birabo

Ivan Ssenabulya

December 26th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ekitongole kyamakomera mu gwanga kigamba nti bwabadde buwanguyizi okuyita mu ssekukulu nga tewali, buzibu bwonna. Okusinziira ku mwogezi wekitongole, Frank Baine mu nnaku enkulu watera okubaawo abagezaako okutoloka, okulwanagana nabamu okufa wabula ku mulundi guno, ekitabaddeewo. Agamba abasibe bali mu mirembe, waddenga […]

Olwaleero lwakugaba birabo

Ivan Ssenabulya

December 26th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Olwaleero Boxing Day olunnaku olwokugabirako ebirabio eri abemikwano nabenganda. Wabula abamu wetwogerera bakyali mu bukoowu oba hangover olwe mmere nebyokunya byebabaddemu olunnaku olwe ggulo. Kati abakuggu mu byobulamu bawabudde nti mu mbeera eno, abantu balina okukola ku dduyiro mu gandaalo, okusobola okukuba […]