Amawulire

Omulabirizi Kityo Luwalira awabudde palamenti

Ivan Ssenabulya

December 19th, 2017

No comments

Bya Benjamin Jumbe Uganda ya bonna kalenga tewali agwanidde kwetwala nti Uganda yiye nti oba enakoma nkya. Bino byogeddwa omulabizi we Namirembe Rt Rev Wilberforce Kityo Luwalira bwabadde atuusa obubaka bwe obwa  ssekukulu wali mu maka ge e Namirembe. Omulabirizi Luwalira alaze okutya ku mbeera […]

Omubaka Kyagulanyi awabudde palamenti

Ivan Ssenabulya

December 19th, 2017

No comments

Bya Sam Ssebuliba Omubaka wa Kyadondo East mu Palamenti asabye bakulembeze banne, okukwata ensonga yokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga nobwegendereza era bafeeyo nnyo ku biseera bya Uganda ebyomumaaso. Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwa nga Bobie Wine, agambye nti ssi kirungi okwanguyirizaako okukyusa ssemateeka we […]

Abajaasiba ba UPDF mukaaga bakaligiddwa.

Ivan Ssenabulya

December 19th, 2017

No comments

Bya Samuel ssebuliba. Ekitongole ky’amagye ekikesi kiriko abajaasi mukaaga bekisindise mu komera, nga bano babalanze kusasanya byama by’amagye nga tebafunye lukusa. Bano omukaaga balabiseeko mu kakiiko k’ekitongole kino akakwasisa empisa nga kakubirizibwa Col. Tom Kabuye okukakananga abakalize e Makindye okumala emyezi  2 . Abasibiddwa kuliko  […]

Ababaka bataamye

Ivan Ssenabulya

December 19th, 2017

No comments

Bya Kyeyune Moses Palamenti ezeemu okutuula akawungeezi kano, okuddamu okuteesa ku bbago lyokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga. Bwebabadde bakakomawo, batandikidde ku kulayiza omubaka omugya owe ssaza lya Igara East, Michel Mawanda ngomubaka. Mawanda yeyadidde owa NRM Andrew Martial,mu bigere. Speaker wa palamenti Rebecca […]

Bannamawulire ba Red Paper bayimbuddwa.

Ivan Ssenabulya

December 19th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah. Kooti ya Buganda road kyadaaki eyimbudde banamawulire ba Red Paper bonna kukakalu ka kooti ka bukadde 20 obutabadde bwabuliwo. Okusalawo kuno kukolebwa omulamuzi wa kooti ya Buganda road Samuel Egonda Ntende Munamateeka w’akakiiko akakola ku by’empuliziganya Abdul-Salam Waiswa yali yasabada kooti okugaana […]

E Rubanda ow’emyaka 18 attidwa – balwanidde mwenge.

Ivan Ssenabulya

December 19th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba. E Rubanda police  eyigga omusajja wa myaka 29 nga ono agambibwa okudda ku kavuubuka ka myaka 18 n’akakuba okukakana nga akasse. Reuben Nsabimana  yaayigibwa , nga ono kigambibwa nti yazze ku munne Nicholas Turyahebwa bona abatuuze  be Rurembo  wano e Butare  namukuba. […]

Omuvubi afiiride munyanja e Mayuge.

Ivan Ssenabulya

December 19th, 2017

No comments

Bya Abubaker kirunda. E Mayuge waliwo omuvubi abidde mu Nyanja Nalubaale okukakana nga afudde Omugenzi ategerekese nga  Zakayo Onyango   omutuuze ku mwalo gwe  Kazza mu gombolola ye  Jagozi, nga ono okuffa kidiridde omuyaga ogw’amaanyi okutwala elyato mwabadde atambulira Ayogerera police yeeno James Soma akakasiza okufa […]

Bamalaya be Lukaya bakola misana.

Ivan Ssenabulya

December 19th, 2017

No comments

Bya Getrude Mutyaba. Abakiise ku town council y’eLukaya beeraliikirivu olw’omuwendo gw’abakyala abalenga akaboozi abasusse okutaayayiza mu kibuga kino emisana tuku. Abakiise baagala Town council eno ekolewo eky’amangu ku bantu bano, bebagamba nti baandibadde batandika okukola essaawa nnya ez’ekiro. Bano basinzidde mu lutuula lw’olukiiko luno oluggaddewo […]

Mulago bajiwabidde lwakubba mwana

Ivan Ssenabulya

December 18th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Waliwo abafumbo abaddukidde mu kooti enkulu mu Kampala nga bagala ekake eddwaliro lye Mulago nalukulira okubawa omwana waabwe owobuwala. Immaculate Kyomugisha ne Jonathan Mutebi era bagala babaliyirire obukadde 300 olwebyo byebabayisizaamu. Nga November 11th 2017 Kyomugisha yalumwa ebisa era ku ssaawa 2 […]

Ababaka bekandazze nebafuluma

Ivan Ssenabulya

December 18th, 2017

No comments

Bya Kyeyune Moses Ababaka abavuganya gavumenti bekandazze nebafuluma, palamenti nga bawakanya engeri okuteesa ku alipoota yakakaiiko ka palamenti akamateeka gyekukwatiddwamu. Kino kidiridde bano nga bakulembeddwamu akulira oludda oluvuganya gavumenti Winnie Kiiza, okwemulugunya enfunda eziwera nayenga tebawulirwa. Omukubiriza wolukiiko lwe gwanga olukulu Rebecca Kadaga akalambidde nti […]