Amawulire

Abaana babiri bafiridde mu muliro

Ivan Ssenabulya

December 14th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye Abaana babiri bafudde mu ddwaliro e Nsambya bwebuuse nebisago, oluvanyuma lwomuliro nabbambula okubookya. Okusinziira ku mwogezi wa poliisi mu Kampala nemiriraano, Luke Owoyesigyire omu abadde atemera mu myaka 3 nomulala emyaka 2, ngomuliro gwakutte nnyumba mwebabadde wali e Masajja Ndikutamada ekiro ekiyise. […]

Ssabalabirizi alagidde abasumba basabire egwanga

Ivan Ssenabulya

December 14th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye Ssabalabirizi we kanisa ya Uganda, kitaffe mu Katonda Stanley Ntagali asabye amakanisa nabakirizza bonna okwewaayo okusabira egwanga, okutandika ne wiiki ejja enakulemberamu sekukulu. Bwabadde awa obubaka bwe obwa ssekukulu e Namirembe, Ssabalabirizi agambye nti omwaka 2017 gugono gutuuse ku nkomerero wabula wakati […]

Poliisi yakukwata Salaam Musumba

Ivan Ssenabulya

December 14th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye Ekitongole ky’abambega ba police kitegeezeza nga bwekitandise okuyigga omumyuka wa president wa FDC mu Buvanjuba bwe gwanga Salaamu Musumba, nga kidiridde okumuyita alabikeko  gyebali kyoka natagendayo. Kinajukirwa nti omukyala musumba ono yayitibwa okulabikako eri police kubigambibwa nti yakunga banna- uganda okugenda mulutalo […]

Obwavu bwebuvaako enguzi mu basirikale

Ivan Ssenabulya

December 14th, 2017

No comments

Bya Ritah Kemigisa Ekitongole kya pliisi ekikwasisa empisa ekya police professional standards kigamba nti obwavu, yensibuko yobuli bwenguzi naddala mu basirikale baabwe. Omwogezi wekitongole kino, Vincent Sekatte agamba nti wabula bavuddeyo namakubo agenjawulo okulwanyisa eguzi mu mbeera eno. Agamba nti bavaayo ne kawefune wokulaba ngabantu […]

Omwana afiridde mu kabenje e Jinja

Ivan Ssenabulya

December 13th, 2017

No comments

Bya Abubaker Kirunda Omuntu omu afiriddewo nabalala 6 nebabuuka nebisago mu kabenje akagudde ku kyalo Nakabango mu ggombolola ye Mafubira mu district ye Jinja. Akabenje kano kabaddemu emmotoka kika kya premio namba UAW425/E ngeno ebadde edda Jinja, wabula neremerera omugoba waayo neyevulungula enfunda eziweze. Okusinziira […]

Omu afiridde mu Kabenje e Lwengo 10 nebalumizibwa

Ivan Ssenabulya

December 13th, 2017

No comments

Bya Malikh Fahad Omuntu omu yafiriddewo nabalala 10 nebabukawo nebisango mu kabenje ka bbaasi akabadde mu bitundu Lwengo. Omugenzi ategerekese nga Thadde Masangesho conductor wa bus ye Rwanda number RAD 257/M ngebadde eva Kigali okudda e Kampala. Akabenje kano kagudde ku kyalo Kyaboggo ku luguddo […]

Nkurunziza ayagala kulu ka’kikungo ebisanja byongerweko

Ivan Ssenabulya

December 13th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omukulembeze we gwanga lya Burundi Pierre Nkurunziza atongozza kawefube owokusaba akulu akekikungo, obukulembeze we bwongerwyo okutuuka mu 2034 Kino kigendereddwamu okubaga ssemateka omugya agenderddwamu okumwongeza ebisanja bibiri ebye emyaka 7. Wabula abavuganya gavumenti abali mu buwanganguse bagamba nti kuno kunaaba kuziika gwanga […]

Omuwabuzi wo’mukulembeze we gwanga ayimbuddwa

Ivan Ssenabulya

December 13th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Ddaaki omuwabuzi womukulembeze we gwanga  ku nsonga zebyobufuzi Yekoyada Nuwagaba ayimbuddwa ku kakalu ka kooti ka bukadde 20. Yekoyada ayimbudddwa omulamuzi wa kooti ya Buganda Road James Ereemye Mawanda bwaleese abamweyimirira nga batukiridde. Abamu ku bamweyimiridde kubaddeko Charles Balinda era omuwabuzi womukulembez […]

Akakiiko kenzikiriza kawabudde ku kwongeza ekisanja

Ivan Ssenabulya

December 13th, 2017

No comments

Bya Ndaye Moses Akakiiko akataba enzikiriza ezenjawulo mu gwanga aka Inter Religious Council of Uganda kasabye palamenti ekyokuteesa ku kujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga kitesebweko kyokka, awatli kukitabirkiriza nekyokwongeza ekisanja okuva ku myaka 5 okudda ku myaka 7. Ssentebbe wakaiiko kano, Mufti wa […]

Yekobaanye okutta bba afune ssente

Ivan Ssenabulya

December 13th, 2017

No comments

Bya Abubaker Kirunda Poliisi mu distrct ye Luuka eriko nakampaate owmukazi owemyaka 25 gwegalidde, nga kigambibwa yekobaanye okutta bba, okumutwalako ensimbi. Omukwate mutuuze we Bugabul-Bukendi mu ggombolola ye Bulongo e Luuka. Poliisi gemaba nti ono yekobanye nabatemu okutematema aomusajja. Bno babadde bayawukana gyebuvuddeko nomusajja Sam […]