Amawulire

Ekomo ku myaka lityoobola edembe ly’obuntu- President yaagambye.

Ivan Ssenabulya

December 6th, 2017

No comments

Bya Ben Jumbe.   Omukulembeze we gwanga Yoweri Museveni ategeeza nga okuteeka ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga bwekikontana n’enyingo esooka eya ssemateea owa 1995  egamba nti obuyinza buli mumikono gy’abantu. Bino President Museveni yabyogedde kawungeezi kayise bweyabadde asisinkanyeemu akakiiko ka parliament akakola ku by’amateeka […]

Uganda ekyalina edagala elya ARV erimala.

Ivan Ssenabulya

December 6th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa.   Ministry ekola ku by’obulamu ewakanyizza ebibadde bigambibwa nti edagala eriwezeeza ku mukeenya lyawedewodda. Ekiwandiiko ekivudde ewa Dr Henry Mwebesa nga ono yakolanga atwala eby’obujanjabi mu ministry eno ,kiraze nga ministry bwerina edagala erimala okubuna uganda yonna. Wabula omukulu ono akirizza nti […]

Abanyaga ebisolo balumbye Masaka.

Ivan Ssenabulya

December 6th, 2017

No comments

  E Masaka batuuze bali kubunkenke, nga kino kidiridde banyazi b’ebisolo okulumba ekitundu kino. Twogedeko n’ayogerera Police mu kitundu kino Lameck Kigozi  n’agamba nti ensangi ZI  abantu bangi badukira eri Police okwekubira enduulu  nga bagamba nti ebisolo byabwe okuli embuzi ente, kko nebirara bibibwa ensangi […]

E soroti egwanika ly’edwaliro liggaddwa-Firigi y’emirambo efudde.

Ivan Ssenabulya

December 6th, 2017

No comments

Bya  George Emuron . E Soroti tutegeezedwa nga abakulira edwaliro ekulu bwebagadde  egwanika ly’edwaliro nga kino kidiridde firigi enyogoza emirambo okufa kakano emyezi ebiri emabega. Tutegeezedwa nti firigi eno yeetagisa ensimbi obukadde buna okugidabiriza era nga kakano egimu ku mirambo gibadde gitwalibwa mu district ye […]

Egwanika lye Ggwanga likalidde-project zakuyimirira.

Ivan Ssenabulya

December 6th, 2017

No comments

Bya Kyeyune moses.     Ministry ekola ku by’ensimbi eriko ekiwandiiko ekimambwe kyewerezza abadukanya ebibuga ku mutendera gwa town council kko ne n’amagombolola , nga kibalagira okuyimiriza mu project zaabwe  nga ensonga ya nsimbi ezitamala. Ebaluwa evudde ew’omuwandiisi wa ministry eno Keith Muhakanizi  eraze  nga […]

Eyasse Ssenga we bamugalidde

Ivan Ssenabulya

December 5th, 2017

No comments

Bya Abubaker Kirunda Police mu distrct ye Iganga eriko omusajja owemyaka 26 gwegalidde, olwokutemula Ssenga we, gwabadde alumiriza okuloga nnyina namutta. Barnabus Musasizi omutuuze mu gombolola ye Nambale kigambibwa nti yakozesezza ejjambiya natta Ssenga we Jesica Kawala. Omwogezi wa poliisi mu Busoga East, James Mubi […]

Omusawo we’kinnansi yasobezza kuwe 14

Ivan Ssenabulya

December 5th, 2017

No comments

Bya Abubaker Kirunda Omusawo wekiannansi akwatiddwa poliisi mu district ye Luuka nga kigambibwa yegadanze nakaana akemyaka 14, ngalimba nti akajanjaba. Omukwata ngatemera mu myaka 60 mutuuze we Buwaiswa mu gombolola ye Kitayunjwa mu district ye Kamuli. Ssentebbe wa district ye Luuka Tom Kutegana olwategedde bino nakwata […]

Aba Red Pepper Baiddwayo e Luzira

Ivan Ssenabulya

December 5th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Banawulire ba Red Peppere 8 baziddwayo ku alaimnda e Luzira okutukira ddala nga 19, December. Omuwaabi okuva mu kakiiko akebempuliziganya aka UCC Abdul-Salam Waiswa asabye omulamuzi wa kooti ya Buganda Road James Ereemye Mawanda  obutayimbulwa abavunanwa 8 ngategezeza nti waliwo okutya nti bano […]

Byanyima yegaanye okwesimbawo

Ivan Ssenabulya

December 5th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Akulira ekitongole kya Oxfam International Winnie Byanyima azeemu okwesammula ebyokwesimbawo okuvuganya ku bukulembeze bwe gwanga mu kalulu ka bonna akanaddako. Bwabadde awayaamu nabomukuttu ogwa BBC oluvanyuma lwokuzza obugya endagaano ye ku Oxfam, Byanyima agambye nti kyalubiridde mu kiseera kino kwekulanirira eddembe lyabatalina […]

Ssemujju agaanye okusisinkana Museveni

Ivan Ssenabulya

December 5th, 2017

No comments

Bya Kyeyune Moses Nampala wababaka abavuganya gavumenti era omubaka wa munispaali eye Kiira,  Ibrahim Ssemujju Nganda ategezeza nti tagenda kwetaba mu nsisinkano eno, ngaweze nokukunga babaka banne obutagyetabamu. Ssemujju naye agamba nti akakiiko kaava ku ntekateeka eyalina okugoberewa.   Aye yye omubaka owa Igara West […]