Amawulire

Omusawo we’kinnansi yasobezza kuwe 14

Ivan Ssenabulya

December 5th, 2017

No comments

Bya Abubaker Kirunda

Omusawo wekiannansi akwatiddwa poliisi mu district ye Luuka nga kigambibwa yegadanze nakaana akemyaka 14, ngalimba nti akajanjaba.

Omukwata ngatemera mu myaka 60 mutuuze we Buwaiswa mu gombolola ye Kitayunjwa mu district ye Kamuli.

Ssentebbe wa district ye Luuka Tom Kutegana olwategedde bino nakwata omuganga ono, namuwaayo eri poliisi.

Kigambibwa nti ono yalimbyelimbye akawala kano nti akakolako mikolo okubaako eddagala lyakatekamu kwekukasobyako.