Amawulire

Banamagye bakunyizidwa ku nkozesa embi ey’etaka.

Ivan Ssenabulya

January 30th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Akuliira amagye gegwanga Gen. David Muhoozi alabiseeko mu kakiko akanonyerezza ku mivuyo egy’etaka , nga ensonga  yakukozesa bubi taka lyamaggye . Gen Muhoozi abadde awerekedwako  ekiwanyi ky’abanamagye omubadde omuwandiisi w’enkalakarira Edith Butuuro wamu n’akola ku nsonga z’etaaka ly’amagye Lt Gen. Joram Mugume. Mukwanja  […]

Raila Odinga alayiziddwa nga President w’abantu.

Ivan Ssenabulya

January 30th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Oluvanyuma lw’obunkenke obubadde mu gwanga lya Kenya wamu n’okwongezaayo okulayiira okuva mu  December nga 12 2017 ,kyadaaki  Raila Odinga amaze  neyelayiiza nga omukulembeze omulonde ow’abantu be Kenya . Ono mukulayira akwasiddwa  ekitabo ekitukuvu mu langi eya kiragala songa ku lusegera wabadewo  eyali […]

Abaana abasoma eby’emikono bagudde oluzungu n’okubala.

Ivan Ssenabulya

January 30th, 2018

No comments

By Damali Mukhaye   Olunaku olwaleero ministry ekola ku by’enjigiriza lw’efulumizza ebyava mu bibuuzo ebyakolebwa abaana abasoma ebyamikono, nga bino biraze nga abaana bano bwebaage enyo okubala noluzungu, kale nga kino kyabalemesa okuyita obulungi okutwaliza awamu. Bwabadde afulumya ebibuuzi  , Onesmus Oyesigye nga no yakulira […]

Obunyazi bw’ente mu Karamoja buzeemu

Ivan Ssenabulya

January 30th, 2018

No comments

Bya Steven Ariong.     Obunkenke buzeemu okuzingako ekitundu kya Karanmojja, nga kino kidiridde abalunzi b’ente abamanyiddwa nga aba Jie  okuddamu okulwanagana n’amagye ga UPDF ababatangira okwetaba mu bubbi bw’ente. Tutegeezeddwa  nti abalunzi b’ente bano kati batandise okuteeka emisanvu mu makubo nga banyaga ente nadala […]

T.V satu e kenya ziggadwa- Raila Odinga alayila leero.

Ivan Ssenabulya

January 30th, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba. Mu gwanga lya Kenyaa ab’obuyinza bataamye okukakana nga baliko TV satu  zebagye ku mpewo nga zino baziranze  kwesiba ku kyakulaga butereevu ebigenda mu maaso kukulayira kwa Raila Odinga n’omumyukawe Kalonzo Musyoka. TV eziigaddwa kuliko NTV- Kenya , Citizen  ne Inoro TVs, wabula […]

Abateberezebwa okutta omukozi wa case clinic batwalibwa mu kooti.

Ivan Ssenabulya

January 29th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Police etegezezza nga bwesenvudde mu kunonyerezza ku butemu bw’eyali omubazi w’ebitabo ku dwaliro lya case clinic  nga ono ye mugenzi Francis Ekalungar. Bwabadde ayogera eri banamawulire mu lukugana lwa polisi olwabuli sabiiti , omwogezi w’ekitongole kya Emilian Kayima agambye nti leero  file […]

Abatuuze basse omubbi w’embuzi

Ivan Ssenabulya

January 29th, 2018

No comments

Abubaker Kirunda. E  Mayuge mu gombololaye Malogo ku kyalo Bukizibu  waliwo abatuuze abatwalidde amateeka  mu nangalo okukakana nga basse omutuuze gwebateberezza okubba embuzi. Agavaayo galaga nga bano ababadde abakambwe ebitagambika bwebasoose okumusiba embuzi mu bulago nebamutabaaza ebyalo bwebamaze nemukuba amayinja okutuusa lw’afudde. Attidwa abadde wa […]

Sipiika ne ssabalamuzi bakuubaganye- ensonga zakuwangana kitiibwa.

Ivan Ssenabulya

January 29th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba   Speaker wa parliament Rebecca Kadaga atabukidde ekitongole ekiramuzi nga agamba nti kino kitandise okuyisa amaaso mu parliament, nadala munkola yaayo ey’emirimo. Kinajukirwa nti kooti gy’ebuvudeko yayita speaker Kadaaga okwenyonyolako lwaki yagoba ababaka omukaaga mu parliament  mukuteesa ku ky’okujja ekomo ku myaka […]

Okuggulawo omwaka gw’ebyemateeka kugenda mu maaso.

Ivan Ssenabulya

January 29th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah.   Wetwogerera nga emikolo  egy’okugulawo omwaka gwebyamateka omujja 2018 gigenda mu maaso wali kooti enkulu. Mukaseera kano ssabalamuzi we gwanga justice Bert Kature waali, omumyuka awa president Edward Kiwanuka Ssekandi, , kko ne speaker wa palament bamaze okutuuka wali ku ku kooti […]

Enkunganya y’omusaayi egwana kukyukamu.

Ivan Ssenabulya

January 29th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Ekitongole eky’omusalaba omumyufu kisabye waberewo enkola empya eyitwamu okusonda musaayi oguludde nga gwabbula mu Uganda. Kuno okuwabula kuggide mukadde nga omusaayi gufuuse gw’akusonda, songa era gukyagaanye okuwera. Twogedeko ne Sarah Mutegombwa nga ono yaakola ku by’obulamu mu Red cross naagamba nti buli […]