Amawulire

Omuserikale Muhamad Kirumira akwatidwa.

Ivan Ssenabulya

February 1st, 2018

No comments

Bya ben Jumbe ne ssamuel ssebuliba.   Wano e Bulenga agavaayo galaga nga bwekabadde kabiga kenyini nga police ekwata musajja waayo Muhamad Kirumira nga   ono abade yeggalide munyumba. Amakya ga leero police eya Flying squad ekedde mumaka ga Kirumira okumukwata, nga ono bamulanga kwogera bigambo […]

President akungubagidde mozey Radio.

Ivan Ssenabulya

February 1st, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe .. Nakaakano obubaka obukungubagira  omuyimbi ow’erinya Mosey Radio bukyayiika, nga n’obwakasembayo buvudde  eri Omukulembeze we gwanga Yoweri Museveni . Mubukabwe, president ayogedde kumugenzi nga omusajja abadde  munabitone , kale nga okufaakwe kusaanyizawo ebiserabye ebyomumaaso. president agambye nti  abade yakawaayo obukadde 30 eri […]

Omuyimbi mosey Radio afudde.

Ivan Ssenabulya

February 1st, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Amawulire ag’enaku g’etwakafuna   geeg’okufa kw’omuyimbi  ow’erinya Moses Ssekibogo abadde amanyiddwa nga mosey Radio nga ono afiiride wano ku case Hospital. Radio ono  emitawaana egimutuusiza okufa yaagifunira wali entebe ku Baaala emanyidwa nga ”the Bar”, omu kubakanyama b’ebaala eno bweyamukwata  namukuba wansi okukakana […]

Abagambibwa okwokya office za Bodaboda 2010 bayimbuddwa.

Ivan Ssenabulya

January 31st, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Kooti eya  Mwanga 11  road eyimbudde abagoba ba bodaboda  8 aba Century Boda -Boda Co-operative society, nga bano bebabade bavunanibwa ogw’okwonona ebintu by’abanaabwe aba Boda-Boda 2010. Omulamuzi Esther Nyadoi  nga yagubadde mu mitambo bano buli omu amulagidde okusasula akakalu ka koot ka  […]

KCCA yaakuggala amasomero agatalina bisaanyizo.

Ivan Ssenabulya

January 31st, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye. Ekitongole ekya KCCA kitegeezeza nga bwekigenda okuyigga amasomero gonna agatalina bisaanyizo wabula nga gasuubira okugulawo ku Monday gasomese olusoma luno olusooka. Bwabadde ayogerako ne banamawulire wali ku city hall, omukyala  nga ono yakulira eby’enjigiriza mu KCCA agambye nti waliwo amasomero 48 gebaawadde […]

Muhamad Kirumira alekulidde Police ya uganda.

Ivan Ssenabulya

January 31st, 2018

No comments

Bya  Ssebuliba samuel. Tutegeezeddwa nga abade adumira police ye Buyende Muhammad Kirumira bwasazeewo okulekulira, nga agamba nti abakulu mu Police basusse okumuyiganya. Kinajukirwa nti omwezi guno nga gwakatandika police yaggula emisango 6 ku Kirumira kyoka nga mikadde. Emisango egy’ogerwako kigambibwa nti kirumira yagizza bweyali nga […]

Taata asse omutabani wa mwaka gumu.

Ivan Ssenabulya

January 31st, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba Police mu district ye Kwen ku kyalo Kasiwo ekutte omusajja wa myaka 29 nga ono amulanze gwakudda ku  mutabaniwe ow’omwaka gumu n’ekituntu namufumita ebiso ebimutidewo Omusajja akwatiddwa ye Labu ismali, nga ono kigambibwa nti yageze mukyalawe taliiwo najjayo ekiso okukakana nga asse […]

Abatamanya ngamba bookeza enju y’omutuuze.

Ivan Ssenabulya

January 31st, 2018

No comments

Bya Malik Fahad Jingo.   E  Butenga wano mu Sembabule police etandise  okunonyereza kubantu abatanamanyika abakakanye ku nyumaba y’omutuuze  nebagiteekera omuliro. Enyumba eyayokeddwa ya Esther Namawanda  omutuuze we Butenga wano mu  Bukomansimbi. Namawanda ono agamba nti abantu bano webaayokedde enjuuyi nga agenze kulima, agenze okudda […]

Palamenti ewagidde eky’okugatta ebitongole ebimu.

Ivan Ssenabulya

January 31st, 2018

No comments

Bya  Moses Kyeyune.   Akakiiko ka Parliament akakola ku by’embalirira kawagidde ekya government okugatta ebimu kubitongole bya government okusobola okutaasa ku nsimbi eziyiika , kyoka nga ebimu bifanaganya emirimo. Okusalawo kuno ababaka baakutadde mu alipoota ya budget y’omwaka gwa 2018-2019 nebagamba nti newankubadde  kyali kyamugaso […]

Ebibira bya Uganda bisemberedde okuggwaawo.

Ivan Ssenabulya

January 31st, 2018

No comments

Bya Paul Tajuba Kizuuse nga Uganda yayakafiirwa ebibira ebiweza ebitundu 30% mu myaka 20 egy’akayita Kino ekyama kibotoddwa director akola kubutonde bwensi Paul Mafabi,- mukaseera kano nga  uganda yetegekera okwegatta kunsi yonna okukuza olunaku lw’obutoonde bwensi. Ono agamba nti newankubadde enkuba gyetufuna mu uganda ebitundu […]