Amawulire

Bamukutte lwakuwamba baana

Ivan Ssenabulya

February 5th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda Police e Kamuli eriko omusajja wa myaka 34 gwegalidde, ku byekuusa ku kuwamba abaana babiri. Omukwate mutuuze we Bukaibale mu gombolola ye Balawoli mu district ye Kamuli. Ssentebbe we kyalo Buyinza Isabirye ategezeza nti omukwate abadde yaggalira abaana mu nnyumba ye okuli, […]

Poliisi ekutte agambibwa okutta Omuyimbi Mozey

Ivan Ssenabulya

February 5th, 2018

No comments

Bya Andrew Bagala Poliisi eriko omusajja gwekutte ateberezebwa okutta, omuyimbi Moses Sekigobo abadde amanyiddwa nga Mozey radio. Okusinziira ku Rwamusaayi Frantile omuddumizi wa poliisi ye Katwe, Godfrey Wamala amanyiddwa nga Troyi yakwatiddwa okuva e Kyengera mu nnyumba ya mukwano gwe gwe gyabadde yekukumye. Poliisi egamba nti […]

Lord Mayor ayagala abatta abayimbi bayiggibwe.

Ivan Ssenabulya

February 2nd, 2018

No comments

Ssebuliba samuel Omuloodi w’eKibuga Kampala Erias Lukwago ayambalidde ebitongole  eby’okwerinda  okufayo enyo okuyigga abakyamu abatta abantu mu gwanga. Ono abadde mukusabira omwoyo gw’omugenzi Moses Ssebogo wali ku lutiiko e Rubega  emisaana galeero n’ategezza nga obumenyi bw’amateka bwebususse enyo kyoka bibala biva mu kunonyerezza. Ono agamba […]

Jose Chameleon ne weasel bakulukusizza amaziga mukusabira Radio.

Ivan Ssenabulya

February 2nd, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba.   Abayimbi okuli Joseph Mayanja ne mugandawe Douglous Mayanja amanyiddwa nga weasel bakulukusizza amaziga bwebabade boogera ku mugenzi mu lutiko e Lubaga. Mukwogera Dr Jose Chameleon agambye nti  yaabade omuwagizi wa mowzey Radio namba emu, kubanga ono yamumanya nga tanatandika nakuyimba. Yye  […]

Abayimbi be gwanga basabiddwa okukolerera obukadde bwabwe.

Ivan Ssenabulya

February 2nd, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Abatutumufu mu gwanga, ko nabayimbi b’egwanga lino basabidwa okutegekera obukadde bwabwe mukifo  ky’okumansamasa ensimbi ku bintu ebitabazimba. Bwabadde asabira omubiri gw’omuyimbi Moses Ssekibogo wali ku lutiiko e Lubega emisana ga leero,  Rev.Father Kateregga Deograthous ategezeeza abakungubagizi nga bwewaliwo abantu abatenderezebwa nga bakabaka […]

Abalwanirira edembe ly’obuntu banenya Police kubya kirumira.

Ivan Ssenabulya

February 2nd, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye.   Akakiiko akalera edembe ly’obuntu mu uganda aka Uganda human rights commission, kakangukidde police olw’okukozesa amaanyi agayitiridde mukukwata musajja waayo Mohammed Kirumira olunaku olw’eggulo. Kinajukirwa nti olunaku olw’egulo police yakozesezza ebyuma ebisala enzigi okuwangulamu oluggi lwa Kirumira, okukakana nga bamuwaludde okumutwaka ku […]

Omukazi ateberezebwa okubeera omubbi akaligiddwa.

Ivan Ssenabulya

February 2nd, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah     Omukyala ow’emyaka 26 agambibwa okwenyigira mu bunyazi akwatiddwa navunanwa mu mbuga z’amateeka. Basemera Shadia yaavunaniddwa mu kkooti ya City Hall mu maaso g’omulamuzi w’edaala erisooka Patrick Talisuna wabula neyegaana emisango ebbiri ogw’obubbi , n’okumenya  edduuka ly’omuntu. Kigambibwa nti Basemera n’abalala […]

Muhamad Kirumira atwaliddwa e Nalufenya.

Ivan Ssenabulya

February 2nd, 2018

No comments

Bya Kato Joseph.   Abadde adumira police ye Buyende Muhammad Kirumira nate agiddwa wano mu kampala wabadde aggaliddwa naatwalibwa e Nalufenya ewakuumirwa abazzi b’emisango egy’amaanyi. Ayogerera police ye gwanga Emilian Kayima ayogedeko ne munamawulire wa daily monitor n’amugamba nti kitufu Kirumira atwaliddwa e Nakufenya, wabula […]

Minister akunyiziddwa ku by’okuggala amasomero.

Ivan Ssenabulya

February 2nd, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba.   Parliament esabye ministry ekola ku by’enjigiriza okuteeka munkola amateeka agafuga amasomero mungeru y’obwenkanya, waleme okubaawo okusosola wakati waago aga government  ko nag’obwananyini. Kuno okusalawo kugidde mukadde nga  banyini masomero ag’obwananyini bakukuluma olwa government okuggala amasomero gaabwe geegamba nti tegalina bisaanyizo, kyoka […]

Mozey Radio waakusabirwa ku lutiko e Lubaga.

Ivan Ssenabulya

February 2nd, 2018

No comments

By Ritah Kemigisa. Olunaku olwaleero omulambo gw’omugenzi Moses Ssekibogo abadde amanyiddwa nga  Mowzey Radio  gwakutwalibwa wali ku National Theater  abantu ebenjawulo webagenda okumulabirako. Kinajukirwa nti olunaku olw’eggulo Mowzey Radio  yafiiride wano ku Case hospital  gyabadde ajanjbibwa obuvune bweyafunira wali  ku baala emanyiddwa nga ”The Ntebe”. […]