Amawulire

Minisita alabudde abavuganya gavument .

Ivan Ssenabulya

January 24th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Gavumenti erabudde ebibiina ebivuganya  government   obutagezaako okwetantaala okutegeka emikolo gyonna egyabwe egy’amefuuga gegwanga. Okulabula kuno kukoledwa minister akola ku nsonga  z’obwapresident  Esther Mbayo nga ebula olunaku lumu okutuuka kubikujjuko by’amefuuga eby’okubeerawo olunaku olw’okutaano nga 26th January 2017 . Minister  Mbayo ategezezza nga […]

Ente 500 zikwatiddwa mu Karamoja.

Ivan Ssenabulya

January 24th, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba.   Karamoja  ab’obuyinza bakutte ente  500 nga zino ziteberezebwaa okuba nti zibadde nzibe. Ekikwekweto kino wekigidde nga police ekyalwana okukakanya abalunzi okuva mu Kenya abaludde nga banyaga ente mu uganda Tw’ogedeko n’omubaka wa president mu district ye Abim Samuel Mpimbaza Hashaka, n’agamba […]

E lyantonde abateberezebwa okutta omuntu bakwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

January 24th, 2018

No comments

Bya Malik Fahad. E  Lyantonde police  ekutte abantu basatu nga bano bagambibwa okubaako kyebamanyi kukutibwa kw’omutuuze, nga ono omulambogwe gwasangiddwa nga gusuulidwa mu mazzi. Omugenzi ayogerwako ye Godfrey Mwesigye nga ono yali mutuuze ku kyalo  ky’emamba mu gombolola ye  Lyakajura Abakwatidwa bonna baggidwa ku kyalo […]

Eyasiiga omwana siriimu asibiddwa

Ivan Ssenabulya

January 24th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye   Omuwala ow’e myaka 18 agambibwa okusiiga omwana wa mukamawe akawuka aka mukenenya kooti  emukalize ku kibonerezo kya myaka 3 mu komera. Omuwala akaligiddwa ye Jemima Nasifa atera okweyita Tumukunde Zainanbu , nga ono okusibwa asoose kukiriza musango mu maaso gomulamuzi wa […]

Okusomesa olw’egulo kuyimiriziddwa e makerere.

Ivan Ssenabulya

January 24th, 2018

No comments

  Bya Damalie Mukhaye. Tukitegedeko nga Makerere universty   bweyimirizza  okusoma okw’olwegulo mu somero ely’ebyamateeka, nga kino kivudde kubasomesa abeebuzabuza buli kadde. Ekiwandiiko kyetufunye  okuva e Makerere, kiraze nga  olukiiko olutwala etendekero bwerwakanyiza okugira nga luyimiriza  okusomesa mu budde buno bwebakizudde nti kati abasomesa bagufudde muze […]

Okunsunsulamu abaana abagenda mu S1 kugenda mu maaso.

Ivan Ssenabulya

January 24th, 2018

No comments

Bya Damalie Mukhaye.   Wetwogerera  nga ministry ekola ku by’enjigiriza  etandika okusunsulamu abaaana abagenda kwegatta ku senior esooka nga guno omukolo guli wano e UMA show grounds. Agavaayo galaga nga  amasomero agasinga nadala ganansangwa bwegalemedde kubonero bwegaaliko omwaka oguwedde Wabula kino kiyinza  okukendeeza ku baana […]

Aba NRM e Lubaga baagala kugoba Abdul Kitatta.

Ivan Ssenabulya

January 23rd, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye.   Ate Oluvanyuma lw’okukwatibwa kwa Ssentebe wa NRM e Rubanga era akulira  Bodaboda 2010 Abdul Kittta, bbo banna-NRM e Rubaga baagala kutandika kaweewefube wakumujjamu bwesige. Kinajukirwa nti omukulu ono yakwatiddwa amagye ge gwanga kubigambibwa nti alina akakwate kubutemu obuzze bukolebwa mu gwanga. […]

Abaana mukaaga abataneetuka mukaaga bazulidwa nga bali mu bufumbo.

Ivan Ssenabulya

January 23rd, 2018

No comments

Bya Sadat Mbogo.   Police mu ggombolola y’e Kituntu e Mpigi eriko abasajja mukaaga bassedduvutto beekutte nga bano bateeberezebwa kukabasanya abawala abatanneetuuka. Akulira police y’e Kituntu, Rose Naggayi ategeezezza nga bano omukaaga bwebaakwatiddwa olunaku lumu olw’eggulo okuva mu bitundu eby’enjawulo mu ggombolola y’e Kituntu. Mu […]

Omwaka gwa 2018 gw’akujjaguza mu Buganda.

Ivan Ssenabulya

January 22nd, 2018

No comments

Ssebuliba Samuel. Ssabasajja kabaka wa Buganda Ronald Mutebi 11 alangiridde nga omwaka guno 2018 bweguli omwaka ogw’okujaguzza wano mu buganda, nga kino kivudde ku kyakuba nti guno omwaka mwagenda oguwereza emyaka 25 nga atudde ku namulondo. Bwabadde atuusa obubaka bwa ssabasajja kabaka mu lukiiko wano […]

President akyalemedde ku ky’okuteeka abantu ku kalabba.

Ivan Ssenabulya

January 22nd, 2018

No comments

Bya ben Jumbe . Omukulembezze we gwanga Yoweri Museveni azzemu okukuggumiza nga bwagenda   okussa  omukono kubiwandiiko ebyokuteeka abantu kubulabba. Kinajjukirwa nti omukulembezze w’egwanga bweyali afulumya abasirikale wali e luzira yategezza nga bwagenda okuddamu okussa omukono ku biwandiiko by’abasibe abamu nga agamba  nti kino kyakukendezza kubuzzi […]