Amawulire

Abazadde balabuddwa ku masomero ag’ebicupuli.

Ivan Ssenabulya

January 29th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Nga ebula mbale abaana batandike okudda mu masomero mu butongole, nate government erabude abazadde okwegendeteza amasomero gyebatwala abaana baabwe naddala ago agakyalemeddwa okufuna ebisanyizo ebyetaagisa. Kuno okulabula kukoleddwa minister omubeezi atwala eby’enjigiriza  Dr John Chrysostom Muyingo  nga bino abyogeredde  Ziroobwe Ku kyalo […]

Tumukunde wakusisinkana abagoba ba Bodaboda.

Ivan Ssenabulya

January 26th, 2018

No comments

Bya James Kabengwa       Oluvanyuma lw’amagye okukwata akulira ekibinja kya  Boda boda 2010 Abdul Kitatat ko n’abalala 30 nga egubavunanibwa  gwabutemu ko n’ebirara, ye minister akola ku nsonga z’obutebenkevu Gen Henry Tumukunde ategeezeza nga bwagenda okuwayaamu n’ebibinja byaba-bodaboda abaludde abanga nga bagamba nti baliisibwa […]

Abadde abba bodaboda mu kuziika akwatidwa .

Ivan Ssenabulya

January 26th, 2018

No comments

Bya Malik Fahad.   E  Kalisizo  wano mu Kyotera police eriko  omusajja gw’ewonyezza okuttibwa abatuuze nga ono bamulanga gwakubba bodaboda Mubiru Ronald ow’emyaka 28 omutuuze we Kijabwemi  wano e Masaka  yawonye okutibwa abatuuze bwebamusanze nga aba bodaboda ku mukolo gw’okuziika. Tutegeezeddwa nga ono bwalabiriza abantu […]

Omukazi asibiddwa lwakulumba mujjawe.

Ivan Ssenabulya

January 25th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Omukyala nAmba 2 eyalumbye mujjawe mukyala mukulu naayasa esowaani  n’ebikopo  asimbiddwa mu mbuga zamateeka. Fariiya Sheika ow’emyaka 28 nga munansi ya Canada avunaniddwa mu maaso g’omulamuzi we daala erisosoka ku city hall Patrick Talisuna nakiriza omusango naye nasaba ekisonyiwo. Omulamuzi amuwadde ekibonerezo […]

Enguumi kate enyooke ku KCCA.

Ivan Ssenabulya

January 25th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye.     Ebikonde kate binyooke  wano mu kisenge  bakansala ba KCCA mwebatesereza, nga kino kidiridde abakulu okuva  kiwayi eky’ebyekikugu okwagala okuva mu lukiiko luno bakansala nebabagaana. Embeera okutaama kidiridde akola ku by’amateeka Omara Charles okutegeeza bakansala nti abakola ku by’ekikugu bonna balina […]

Abaana 1,200 bebatikiddwa ku Buganda Royal insititute.

Ivan Ssenabulya

January 25th, 2018

No comments

Bya shamim Nateebwa.   Katikiro wa Buganda Charles Peter Mayega akuutidde abaana aba Buganda Royal institute abattikiddwa nti tebageza  nebatinkiza olw’amabaluwa gebafunye, wabula bafube okuteeka munkula by’ebasomye olwo babeera bankizo eri abalala. Bino katikiro ebyogeredde wano e Mengo bwabadde atikira abaana abasoba mu 1,200 abafunye […]

Okulonda kwa Jinja East okw’okudibamu kwengedde.

Ivan Ssenabulya

January 25th, 2018

No comments

Bya Ndaye moses .   Akakiiko akakola ku nsonga z’ebyokulonda katadewo olwanga March 15th nga olunaku olw’okulonderako omubaka mu Jinja East okw’okudibwamu . Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda Justice Simon Byabakama  ategeezeza banamawulire nti  okusunsulamu abagenda okuvuganya kwakubaawo nga 14th February wali ku kitebe kya district  ye […]

Okugaziya oluguudo olwa Nothern bypass kuggwa mu 2020.

Ivan Ssenabulya

January 25th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Ekitongole ekikola ku by’enguudo ekya UNRA kitegeezeza nga omulimo ogw’okugaziya oluguudo olwa Northern by pass ogwatandika mu 2014, nga gulina okuggwa mu 2018 ate bwekizuuse nga gwakuggwa mu 2020. Buno obweyamo buwereddwa akulira eby’okukuuma enguudo mu kitongole kino Eng. Samuel Muhoozi, nga […]

Omuvubuka asse mugandawe wa myezi ena gyoka.

Ivan Ssenabulya

January 25th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba.   Police mu district ye Kapchorwa ekutte omuvubuka Chemtai Enock  ow’emyaka 24 nga n alangibwa gwakudda ku mugandawe ow’emyezi ena gyokka n’amutemako obulago. Eno enjega ebadde ku kyalo Sukut mu gombolola ye  Kawowo. Tutegeezeddwa nti  omuvubuka ono azuukuse mubudde obw’ekkiro nayingira mu […]

Abadde yeefula kyabazinga akwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

January 24th, 2018

No comments

Bya Abubaker kirunda.     Police ekutte omusajja nga ono abadde agufudde muze okubba abatuuze nga yeefude kyabanzinga wa Busoga. Akwatiddwa ye Siraje Bogere, nga ono abadde yaginga omukono gwa Kyabazinga n’atandika okutabaala amasomero nga yeefudde agaba basale. Aduumira police ye Jinja Martin Mbabazi agamba […]