Amawulire

Enkunganya y’omusaayi egwana kukyukamu.

Ivan Ssenabulya

January 29th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe.

Ekitongole eky’omusalaba omumyufu kisabye waberewo enkola empya eyitwamu okusonda musaayi oguludde nga gwabbula mu Uganda.

Kuno okuwabula kuggide mukadde nga omusaayi gufuuse gw’akusonda, songa era gukyagaanye okuwera.

Twogedeko ne Sarah Mutegombwa nga ono yaakola ku by’obulamu mu Red cross naagamba nti buli mwaka wabawo okusonda  omusaayi kubanga buli lunaku egwanga lyeetaga omusaayi oguwereza dala  unit 2000, kyoka kyanaku nti ne bitundu  1% tekiwera buli lunaku.

Kati ono agamba nti webituuse eno ensonga egwana kuddamu kwetegereza.