Amawulire

Okuggulawo omwaka gw’ebyemateeka kugenda mu maaso.

Ivan Ssenabulya

January 29th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah.

 

Wetwogerera nga emikolo  egy’okugulawo omwaka gwebyamateka omujja 2018 gigenda mu maaso wali kooti enkulu.

Mukaseera kano ssabalamuzi we gwanga justice Bert Kature waali, omumyuka awa president Edward Kiwanuka Ssekandi,

, kko ne speaker wa palament bamaze okutuuka wali ku ku kooti enkulu, okubawo mukuggulawo omwaka gw’ebyamateeka omujja, sipiika wa palamenti Rebecca Kadaaga, kko nabakungu abalala.

Mu mwaka guno ekitongole ekiramuzi kinokodeyo ensonga 9 nga zino zebagenda okusaalo esira

Tutegeezeddwa nti bano okusinga omulaka baagala kuguteeka nyo kubutya bwebagenda okukendeeza ku misango egyetuumye , naddala egyo egitabangula ekitundu gamba nga egyokusobya ku bakyala, egyebyetaka kko n’emirara.