Amawulire

Eyazaala abaana mu muwalawe akwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

March 12th, 2018

No comments

Bya Mbogo Sadata. Police e Buwama eriko omusawo ow’ekinnansi  gw’ekutte n’eggalira lwakuzaala abaana 2 mu mwanawe gwazira. Musajja mukulu  ono ow’emyaka 60 okukwatibwa, kiddiridde ssentebe w’ekyalo Kanaani  Ssemuju Robert okutemya ku police nga omukwate bw’abadde yakazaala mu muwalawe ow’emyaka 20 gyoka  baana okuli ow’emyaka ebiri […]

Abagwira bakwatiddwa lwakukusa njaga.

Ivan Ssenabulya

March 12th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Police wano e Ntebe ekutte abagwira babiri  nga  bano kigambibwa nti babade bakukusa enjaga okugitwa ebweru we gwanga. Bwabade ayogerako ne banamawulire, ayogerera Police ye gwanga  Emilian Kayima  agambye nti abakwatidwa kuliko Laudato Nassimo  ow’emyaka 37   munansi wa a Italy ne Antonio […]

FDC etegeka kuwawabira Gen Kale Kayihura.

Ivan Ssenabulya

March 12th, 2018

No comments

Bya Ssenabulya Ivan. Abakulu mu kibiina kya FDC bategeezeza nga bwebategese okutwala Gen kale kayihura  nga bamulanga kuboononera bintu. Bano bagamba nti nga okulonda kwa 2016 kuwedde, baali bategese ekifo eky’okubaliramu obululu wali e Najanankimbi, kyoka Kayihura n’aduumira basajjjabe  okwali omugenzi  Andrew Felix Kaweesi ne […]

Ettemu e Mubende- Bbiri battidwa mu bukambwe.

Ivan Ssenabulya

March 12th, 2018

No comments

Bya Magembe Ssabiti.   Abatuuze mu Zooni ya Katogo mu kibuga Mubende baliko omuvubuka gwebakubye emiggo egimusse bwebamukute lubona nga amenya enyumba abbe. Atiddwa tategerekese manya, wabula nga  police omulambo egujewo negutwalibwa mu dwaliro e Mubende okwekebejebwa. Mungeri yeemu era Mubende police eri kumuyiggo  gw’abatemu […]

Abade awasa ow’e 16 akwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

March 12th, 2018

No comments

Bya samuel Ssebuliba Wano e Kisoro Police ekutte abantu 3 nga bano ebalanze kufumbiza mwana wa myaka 16 nga taneetuka. Abakwatidwa kuliko omugole omusajja wa myaka 19,taata w’omuwala ko ne maama w’omuwala nga bano batuuze mu gombolola ye  Nyondo  -Kisoro district. Elli matte nga ono […]

Eyasobya kwemyaka 2 bamusibye mayisa

Ivan Ssenabulya

March 9th, 2018

No comments

MUKONO Bya Ivan Ssenabulya Omulamuzi wa kooti enkulu e Mukono Margret Mutonyi  aliko omusajja gwasibye amayisa oluvanyuma lwokukkiriza omusango nti ddala yakabasanya ebbujje ery’emyaka 2. Musa Mulo owemyaka 69 nga Imam ku muzikiti gw’e Kibubbu mu munisipaali eye Lugazi mu district ye Buikwe yagenda okumala obulamu […]

Kipoi oluvanyuma lwokumukomyawo avunaniddwa

Ivan Ssenabulya

March 9th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Eyali omubaka wa Bubulo West mu palamenti Tonny Kipoi Nsubuga olwaleero avunaniddwa mu maaso gomulamuzi wa kooti ento e Nakawa nasindikibwa mu kkomera e Luzira. Ono asomeddwa emisango egyekuusa ku kukusa abantu 20 okuva mu district ye Bukedea okubatwala ku muliraano mu […]

Okutembeya airtime ne card z’amasimu kuwereddwa.

Ivan Ssenabulya

March 9th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Akakiiko akakola ku by’empuliziganye aka Uganda communications commission kaliko amateeka amakali gekawade kampuni z’ebyempuliziganya , nga kino kigenderedwamu kukendeeza ku bakozesa esimu zino mubumenyi bwamateeka. Kati bano basazeewo nti tewali agenda kukirizibwa kutembeeya oba kutunda airtime ne card z’amasimu  okujako nga afunye […]

Aba BodaBoda Baagala Ssabapolisi alwanyise obubbi bwa pikipiki.

Ivan Ssenabulya

March 9th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abagoba ba boda Boda basabye ssabapoliisi we gwanga, omugya Martin Okoth Ochola, okwongera amanyi mu byokwerinda nokulwanyisa obubbi bwa pikipiki naddala mu Kampala nebitundu ebyetoloddewo. Ochola okulondebwa ngobubbi bwa pikipiki nokutemula abagoba nobutayibwa kwamanyi mu bitundu bye gwanga ebyenjawulo. Bwabadde ayogerako naffe, […]

Kenyatta ne Odinga bakaanyiza okukomya enkaayana.

Ivan Ssenabulya

March 9th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Mu Kenya  omukulemebeze we gwanga lino   Uhuru Kenyatta ko nemune owomukago gwa National Super Alliance  Raila Odinga basisinkanye nebakaanyiza okukomya okulwanagana, bakolere wamu okuza kenya ku ntiko. Bano munsisinkano gy’ebabademu leero, bakaanyiza nti bonna ekibalwanya  kenya kubeera bulungi, wabula nga kino tebayinza […]