Amawulire

Pulezidenti agamba africa etuuse okwetengerera mu byenfuna.

Ivan Ssenabulya

March 14th, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba. Omukulembeze we gwanga Kaguta Museveni  ategeezeza nga semazinga wa Africa bwatuuse ku mutendera oguvuganya kukatele k’ensi yonna, nga kino kidiridde abakulembeze okutandika okutekateeka obulungi eby’enfuna. President okwogera bino abadde wano ku wooteri ya  serena , nga agulawo tabamiruka w’ebitongole ebiwooza  wans   World […]

Minister Jane Ruth Achenge ayitiddwa kubya Kinyenyamutwe.

Ivan Ssenabulya

March 14th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Omumyuka wa  sipiika wa  palamenti ye  gwannga Hon Jacob Oulanyah alagidde minister akola ku by’obulamu okujja leero mu palament  anyonyole egwangga ku bikwatagana n’ekirwade kya kinyenya mutwe mu butingole. Kinajukirwa nti gyebuvudeko minister akola ku by’obulamu Jane Ruth Achenge yayita banamawulire nabategeeza […]

Bawagizi ba Paul Mwiru abasoba mu 40 bakwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

March 14th, 2018

No comments

Bya Kyeyune moses . Police e Jinja ekakasiza nga bweyakutte abawagizi b’omu kubesimbyeewo mu lw’okaano lwa Jinja East Paul mwiru abawerere dala 48, nga bano yabalanze kwetaba mu kwonoona ebintu, ko n’okukola efujjo. Bino byabadewo kawungezi kayise , amangu dala nga bano bakakomekereza olukungana olw’akomekereza […]

Kattikiro asisinkanye Magogo

Ivan Ssenabulya

March 13th, 2018

No comments

Bya Shamim Natebwa Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga akalatidde abadukanya omuzanyo gwomupiira mu gwanga okussa esiira mu kuwangaana amagezi. Owembuga okwogera bino abadde asisinkanye akuliira omuzannyo gwomupiira mu gwanga Eng. Moses Magogo okukubaganya ebirowoozo ku nkulakulanya yomupiira wakati wobwakabaka bwa Buganda ne FUFA. Eno […]

Okunoonya akalulu e Jinja East kugaddwa, Besigye awera

Ivan Ssenabulya

March 13th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Okunoonya akalulu, ka Jinja East akokuddibwamu kugaddwawo akakwungeezi kano. Bano kati betegekera kulonda okubindabinda . Ebimu ku bibaddewo, omukulembeze we gwanga Yoweri K. Museveni asabye okulonda abakulembeze, abanawagira enkulakulana ye gwanga. Presidenti Museveni abadde ayogerera mu lukungaana, okunoonaya akulu ka Nathan Igem […]

Aba DP bagala presidenti akangavvule Namuganza

Ivan Ssenabulya

March 13th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ekibiina kya DP kitegeezezza ngo’mukulembeze we gwanga bwagwana okwanguwa okukangavula omubaka we Bukono County MP Persis Namuganza, ngamulanga kuvvoola bwa-Kyabazinga. Kinajukirwa nti Namuganza ono yazze ku kyabazinga nalagira abantu beeno okumukuba amayinja  buli bwebamulabye, okwabadde n’okuvvoola speaker Rebecca Kadaga. Kati bwabadde ayogerako […]

Aba DP basabye poliisi obutalaga kyekubiira mu kulonda kwe Jinja

Ivan Ssenabulya

March 13th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ngabesimbyewo mu kulonda kwa Jinja East bafundikira campaign olwaleero, bbo abaekibiina kya DP basabye akakiiko kebyokulonda, poliisi nebitongole byonna ebikwatibwako okuwa abalonzi omukisa okwesalierawo omukulembeze gwebagala. Omumyuka wakulira ebyamawulire mu kibiina Fred Mwesigwa agamba nti abantu batekeddwa okwesalairwo obutabasiiko Muntu ku mpaka. […]

Aba UBC bajulidde ku kuliyirirra Besigye obukadde 80

Ivan Ssenabulya

March 13th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Anderah Omukuttu gwamawulire ogwa gavumenti, Uganda Broadcasting Corporation gutaddeyo okujulira mu kooti, nga bawakanya ekyokuliwa obukadde 80 nga kooti enkulu bweyalamudde eri munna FDC Dr. Kiiza Besigye olwobutazannya bulango bwe mu campaign za 2011, songa yali abasasudde. nga 26th February wa 2018, […]

Ababaka abakyala bagala Onesmus yetonde

Ivan Ssenabulya

March 13th, 2018

No comments

Bya Sam Sseabuliba Ababaka abakyala batadde ku nninga mubaka munaabwe owa Bungagizi East Onesmus Twinamatsiko okuvaayo amenyewo ebigambo bye, bweyawagidde okukuba abakyala mungeri yokubagunjula. Twinamatsiko yategezeza nti mpisa ya baddugavu okugunjula abakyala. Kati mu lutuula lwa leero luno, olukyagenda mu maaso ababaka bano nga bakulembeddwamu […]

Bafaki omukungu mu wofiisi ya ssabaminsita

Ivan Ssenabulya

March 13th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Omukungu mu wofiisi ya ssabaminista Bafaki Charles akwatiddwa akakiiko akanonyereza ku mivuyo gye ttaka, lwakunyomoola kakiiko kano. Ssentebbe wakaiiko omulamuzi Catherine Bamugemereire yalagidde ono akwatibwe era atwaliddwa ku police ye Wandegeya anyonyole ku ttaka erisangibwa e Kyegegwa ku maka g’ababundabunda aga Kyaka […]