Amawulire
Abasubuzi ba KACITA bakwekalakaasa.
Bya Ben Jumbe. Abasubuzi bawano mu kampala bawadde government obutasukka nga April 10th nga bakoze ku nsonga zaabwe oba sikyo bakwekalamula. Bano abeegatira mu kibiina kyabwe ekya KACITA bagamba nti bagenda kuggala amaduuka gaabwe mu bwangu dala ate batambule nga boolekera offize zebagamba okubalemesa ekibuga […]
Ekitundu ekisooka ekya Entebe express kiggwa mwezi gujja.
Bya Shabibah Nakirigya. Company enkozi y’enguudo eya China Communications Construction Company etegeezeza nga bwegenda okuwaayo ekiwayi ekisooka eky’oluguudo olwa Entebe express highway eri ekitongole ky’ebyenguudo omwezi ogujja nga kino kiriko obuwanvu bwa 51.4km. Bweyabadde alambula oluguudo luno, ssentebe w’olukiiko olufuga ekitongole ekya UNRA Fred […]
Dereva eyakoona owa omuserikale w’ebuduka akwatiddwa.
Bya Ssamuel Ssebuliba. Police ekola ku biduka wano mu kampala ekakasizza nga omugoba wa bus eya companye eya Divine Coaches bwakwatiddwa, nga ono yaagambibwa okukoona omuserikale wa traffic wano ku Lubaga Road n’amutta. Omukwatte ategerekese nga Godfrey Kakonge , nga ono akukunuddwa Kyetume mu Kyazanga, […]
E katakwi Omuserikale asse abantu basatu naye neyetta.
Bya samuel Ssebuliba. Agenaku agava e Katakwi galaga nga bwewaliwo omuserikale avudde mu mbeera okukakana nga akubye banne babiri amasasi agasse, nga kwogase ne muganzi , naye bwamaze neyetta Omuserikale ekoze kino ye omara Alfred Otto akolera ku police ye Kapujana mu gombolola ye Kapujana […]
Kattikiro alabudde abayizi ku kwekalakaasa
Bya Shamim Nateebwa Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga alabudde abayizi ba Muteesa I Royal University ku bikolwa byokwekalakasa nategeeza nti omuzze muzze guno gutatanira ddala ekifaananyi ky’ettendekero era n’abasaba okuwagira abakulira ettendekero okulaba nga batereeza okusoomoozebwa okutera okubaawo. Emyaka ebbiri egiyise abayizi ba Yunivasite […]
Omusango gwe’kkomo ku myaka gugenda kuwulirwa Mbale
Bya Ruth Anderah Omumyuka wa Ssabalamuzi, Alfonse Owiny-Dollo alagidde nti omusango ogwabawakanya okujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga guwulirwe e Mbale nga April 4th 2018. Olwaleero omulamuzi Dollo asisinkanye abantu bonna 7 ne banamateeka baabwe abawaaaba era nebakanya nti bonna 7 emisango gyabwe gigattibwe […]
Egombolola ye Buwama yaakuzza etaka lya Buganda.
Bya Sadat Mbogo. Eggombolola y’e Buwama ategeezeza nga byetegese okuddiza gavumenti ya ssaabasajja Kabaka ettaka lyayo lyonna mu kitundu kino nga omwaka guno tegunnagwako. Ekyama kino kibikkuddwa ssentebe w’eggombolola y’e Buwama Muwanga Girigooli bw’abadde ayogerako n’abakungu ba ssabasajja mu ggombolola eno. Ono ategeezezza nti […]
Aba NRM bawabuddwa ku kulonda kwe Jinja.
Bya Ivan Ssenabulya. Oluvanyuma lw’abanna FDC okuwangula okulonda kw’e Jinja East ekyaletedde NRM okutegeeza nga bwegenda mu kooti, bo banna-DP babasabye obutamala budde kugenda mwebyo kuba tebalina bujulizi bwonna. Kinajukirwa nti munna- NRM Igeme Nabeeta yakubwa bubi nyo mu kalulu akaaliwo sabiiti ewede, era muna […]
E iganga akabenje kasse abantu bana, musanvu banyiga bisago.
Bya Abubaker Kirunda. Mu district ye Iganga agavaayo galaga nga abantu 4 bwebafudde, n’abalala musanvu nebabuuka n’ebisago, nga kino kidiridde akabenje okugwa mu district eno. Kano akabenje kagudde wano ku kyalo Namasoga ku luguudo olugatta Igang-Jinja. Kano akabenje kagudewo oluvanyuma lwa takisi number UBA 343B […]
Eyali omubaka, Tonny Kipoi asimbiddwa mu kooti ya’magye
Bya Ruth Anderah Eyali omubaka we ssaza lya Bubulo West mu Palamenti Tonny Kipoi Nsubuga asindikiddwa mu kooti yamagye gyagenda okuwozesebwa e Makindye. Kipoi avunanibwa misango egyekuusa ku byokwerinda nga kigambibwa nti yajizza mu November 2012 ne December 2013, mu districts za Uganda ezenjawulo, nekigendererwa […]