Amawulire

E ssembabule omuserikale asse abantu babiri

Ivan Ssenabulya

March 22nd, 2018

No comments

Bya Getrude Mutyaba ne Malik Fahad E Ssembabule  waliwo  omuserikale akubye abantu babiri amasasi n’abattirawo nga entabwe evudde ku nkayana zataka. Kigambibwa nti omusirikale ono ategegerekeseeko elya  Ogwang lyoka ekikolwa kino eky’obutemu ekikoledde ku kyalo Nkonge mu gombolola ye Lwemiyaga, bwakubye Joseph Engule ne Tabu […]

Ekitongole kye ddagala bakitutte mu mbuga

Ivan Ssenabulya

March 21st, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Waliwo omutunzi we ddagala awawabidde ekitongole kya National Drug Authority mu kooti enkulu, ngabalanga kulangirira ddagala lye erya Hepatitis B eigema nti ffu songa bebamu abalyekebejja nebalikakasa. Agnes Nabulwala owa Safe Script Pharmaceuticals Ltd  agamba nti yagoberera emitendera gyonna egya Ministry yebyobulamu ngafuna […]

Eyatomera Cheeye bamukutte

Ivan Ssenabulya

March 21st, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Poliisi ya Jinja olwaleero ekutte omusajja owemyaka 30 ateberezebwa nti yeyatomera natta omugenzi Teddy Sezi Ceeye nga 1st March wali e Nakawa ku bitaala. Okusinziira ku mwogezi wa poliisi mu Kampala nemiriraano Luke Oweyisigyire, baludde nga balinnya omukwate akagere gwebamenye nga Rogers […]

Kooti eragaidde Gashumba bamuddize Paasipoota ye

Ivan Ssenabulya

March 21st, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Kooti ya Buganda  Road eragidde poliisi okuwaayo passporta ya Frank Gashumba asobole okwetaba mu lukungaana lwebyobulambuzi, oluvanyuma lwokukola okusaba kuno. Ekiragiron kiyisiddwa omulamuzi wa kooti ya Buganda Road James Ereemye Mawanda. Wabula agobye okusaba kwa Gashumba okumujjako eisango ejimuvunanwa ngagamba nti jirimu […]

Endagaano yo’kutambuza ebyamaguzi ekoleddwa

Ivan Ssenabulya

March 21st, 2018

No comments

Bya Kyeyune Moses Abakulembeze bamawanga ga Africa emisana ga leero batadde omukono ku ndagaano gyebatuumye Kigali declaration etekawo ebyobusubuzi awatali akauba ku Mukono, ngegwanga lya Niger, lyelisoose okutekako omukono. Endagaano eno etukiddwako mu kibuga kya Rwanda ekikulu Kigali oluvanyuma ttabameruka gwebabaddemu okumala ennaku 3. Omukulembeze […]

Ekikwekweto ku befumbiza nga batto

Ivan Ssenabulya

March 21st, 2018

No comments

Bya Gertrude Mutyaba Poliisi e Lukaya eriko ekoze ekikwekweto mweyooledde abavubuka abeefumbiza nokufumbirwa nga tebaneetuuka. Abakwatiddwa babadde bataano nga ba myaka 17 ng’abawala babadde mu myaka 15. Akuliddemu ekikwekweto Patrick Emukule akunyizza ngai wamu nomubaka wa gavumenti Sarah Nanyanzi, nebogera ebitakwatagana.

Omugwira omulala bamukutte nenjaga

Ivan Ssenabulya

March 21st, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Poliisi eriko omugwira gwekutte ku kisaawe Entebbe ngakukusa ebiragalalagala. Okusinziira ku mwogezi wa poliisi mu Kampala nemiriraano Luke Oweyesigyire, Karim Elisabeth owemyaka 53 munannsi wa Norwegh. Oweyesigyeri ategezeza nti ono bamukutte ne grama zenjaga 3700 gyeyabadde akukulidde mu nsawo ye, ngaylekera Norway […]

Abagabirizi b’obuyambi basabiddwa okusiga mu bakyala.

Ivan Ssenabulya

March 21st, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Speaker wa parliament ye gwanga Rebecca Kadaga asabye asabye abagirizi b’obuyambi okutandika okuteeka ensimbi mu project ezigenda okugasa abakyala, kibayambe okwejja mu bwavu. Kadaga  bino abyogeredde mu kibuga Newyork ekya America gyali mu kaseera kano okweta mu lutuula lw’akakiiko k’ekibiina ky’amawanga amagatte […]

E busoga abantu babiri bafude.

Ivan Ssenabulya

March 21st, 2018

No comments

By Abubaker Kirunda. E Iganga Police eriko omulambo gw’enyuludde  okuva mu kitoogo,kye  Nabidongh  mu Iganga Munisipali nga guno gw’amusajja ateberezebwa okubeera n’emyaka  nga 22. Ayogerera police eya Busoga East police James Mubi  agambye nti omugenzi ayinza okubanga yattidwa okuva mu kitundu ekirara , kyoka omulambo […]

Ababundabunda batandise okujja n’emundu zaabwe mu uganda.

Ivan Ssenabulya

March 21st, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Kikasiddwa nga ababundabunda abayingira mu uganda okuva mu gwanga lya lya South Sudan bwebaatandise okujja n’emundu , ekigenda okuteeka eby’okwerinda mu katyabaga Bino bizuuliddwa omukugu mu kunonyereza Dr. Ronald Kalyango, bwabadde eyogerako eri abakulembeze mu district ezibudambye ababundabunda bano. Kati bwabadde afulumya […]