Amawulire

Abalamuzi bagenda kulayira

Ivan Ssenabulya

March 23rd, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Abalamuzi 14 abakalondebwa okutuula mu kooti enkulu nemu kooti ejjulirwamu olwaleero abegnada kulayizibwa mu maka gobwa presidenti Entebbe. Bano kuliko Christopher Madrama, omulamuzi Stephen Musota, Percy Tuhaise ne Ezekiel Muhanguzi nga bakutuula mu kooti ejjulirwamu. Abalala kuliko omulamuzi Paul Gadenya  Wolimbwa, Joyce […]

Ba kansala batekeddwa okubasaba S.6

Ivan Ssenabulya

March 23rd, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba Abakiise mu lukiiko lwekibuga olwa KCCA batanudde okubanja nate nti etteeka lyekibuga likolebwemu ennongosereza, okulinyisa obuyigirize obwetagisa omuntu okufuuka kansala okutuuka ku  A-level oba S 6. Bano nga bakulembeddwamu kansala we Kyambogo Bruhan Byaruhanga, babadde balabiseeko mu kakaiiko ka palamenti akenonga zobwa […]

Abantu 11 basindikiddwa mu kooti enkulu

Ivan Ssenabulya

March 23rd, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omulamuzi we ddala erisooka e Mukono Pamela Bomukama ariko abasajja 10 n’omukazi omu basindise mu kooti enkulu nga bateberezebwa okwenyigira mu misango gy’obutujju, okuwandiika n’okutendeka abayekera okwegatta ku ADF. Bano kuliko Lukia Namulondo, Abdullatif Azizi, Shakul Musoke, Muhammed  Senabulya, Abubaker Katende, Asuman […]

Abanoonyi bo’bubudamu abava mu Congo beyongedde

Ivan Ssenabulya

March 22nd, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Omuwendo gwababundabunda abava mu gwanga lya Democratic Republica ya Congo abayingira Uganda gususse mwabo emitwalo 6 bebategekera. Okusinziira ku kitongole kya Uganda Redcross Society, abappya abaayingira okuva nga 1 January wa 2018 baweze emitwalo 6 mu 1,537 ngabasinga abawera emitwalo 4 mu […]

Amazzi gakubula mu nsi

Ivan Ssenabulya

March 22nd, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba Okunonyereza okugya kulaze nti omwaka 2030 wegunatukira, ensi ejja kuba yetaaga amazzi 40% nga kino kyakuva ku misinde ensi kwekulira. Abekibiina kyamawanga amagatte UN Water aid, alipoota gyebafulumizza mu gwanga lya South Africa ekwata ku mazzi eraze nti abantu obukadde 300 ku […]

Omubaka we Rukungiri kooti emugobyeyo

Ivan Ssenabulya

March 22nd, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Abalamuzi 2 ku balamuzi 3 aba kooti ejjulirwamu, okuli omumyuka wa ssbalamuzi Alfonse Owinyi Ddolo ne Paul Mugamba basazizaamu okulondebwa kwa munna NRM Winfred Matsiko Komuhangi abadde omubaka omukyala owa district ye Rukungiri ngera ekiffo kino kirangiriddwa nti kikalu. Bano balagidde akakiiko […]

Banamawulire ku palamenti babagaanye okutuuza ababaka

Ivan Ssenabulya

March 22nd, 2018

No comments

Bya Nelson Wesonga Palamenti eyimirizza banamwulire abasakirayo obutaddamu kutuuza nkungaana zaabwe nababaka munsda mu kizimbe. Kitegezeddwa nti buvunanyizibwa bwekitongole kyebyamawulire ekya palamenti okutuuza banamwulire, okwogera ku nsonga ezenjawulo. Moses Bwalatum omwogezi wa palamenti ategezeza nti bakimanyi bulungi nti waliwo ababaka abatukirira banamawulire “nga basaba press […]

E mpigi abaana abakeera mu butale bakukwatibwa.

Ivan Ssenabulya

March 22nd, 2018

No comments

Bya Mbogo Sadat. Omubaka wa president e Mpigi  Hajji Swaibu Lubega  alagidde abakulembeze mu bitundu bino okuyambako police batandike okukwata abaana abataayaaya nga tebasoma  nadala mukade kano akokusoma. Omukulu  ono okwogera bino abadde Buwama ku gombolola bw’abadde ayogerako n’abamu ku batuuze abamuloopedde nga abaana abali […]

Peter Mugema akakasidwa nga omubaka omutuufu owa munisipali ye iganga

Ivan Ssenabulya

March 22nd, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Abalamuzi basatu abatuula mu kooti ejulirirwamu basatu   nga bakulirwa eyali amyuka ssabalamuzi , nga ono ye mulamuzi  Steven Kavuma basazewo nti Peter Mugema  Panadol  y’emubaka omutuufu owa Iganga Municipality, nga bano basazizaamu  okusalawo okwa kooti ye Jinja eyali erangiridde Mudyobole Abdul Nasser […]

President agobye abakungu babiri mu kitongole ekikola ku butuuze.

Ivan Ssenabulya

March 22nd, 2018

No comments

Bya ben Jumbe. Omukulemebeze we gwanga aliko e baluwa gyawandiikidde ministry ekola ku nsonga z’omunda mu gwanga , nga alagira okugobwa kw’abakungu 2 abakola ku nsonga z’obutuuze mu uganda.  Ab’enkizo abagobeddwa kuliko director akola akola ku by’obutuuze Godfrey Sasaga  ko ne commissioner Anthony Namara. Twogedeko […]