Amawulire

Egwanga lya Buyindi liwadde amagye ga UPDF bus biri.

Ivan Ssenabulya

March 30th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Omuduumizi w’amagye ge gwanga Gen David Muhoozi  asiimye egwanga lya India olwabuli kaseera okubaako obuyambi bwebwa amagye ge gewanga. Gen Muhoozi okwogera bino yabadde akwasibwa bus 2  ekika kya  Ashok Leyland,nga zino baaziwadde etendekero ly’amajje elya Senior Command and Staff College Kimaka. […]

Okutambuza kubo lya musaalaba kugenda mu maaso.

Ivan Ssenabulya

March 30th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah ne Ndaye moses. Wetwogerera nga okutambuza ekubo lya musalaba kutandise , era  nga wano ku lutiko e Rubaga  okutambula kuno kusimbuddwa Ssabasumba wa Kampala Dr. Cyprian Kizito Lwanga nga ayambibwako Faaza Joseph Mary Bbuye . Bano nga bamaze okusaba, ssabasumba akukulembedemu  okutambula […]

Besigye akubye ebituli mu nteseganya ze gwanga

Ivan Ssenabulya

March 29th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Eyali presidenti wekibiina kya FDC Dr. Kiiza Besigye akaubye ebituli mu ntekateeka ezigenda mu maaso, okutakawo okuteesa kwe gwanga, bwategezeza nti mpaawo kiyinza kuvaamu olwobunanfuusi obuliwo. Bwabadde atuuse obubaka bwe obwa Easter ku wofiisi ze ku Katonga Road mu Kampala, Besigye anokoddeyo […]

Mwongere ku Byokwerinda

Ivan Ssenabulya

March 29th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses Ssabalabirizi we kanisa ya Uganda Stanley Ntagali asabye gavumenti, nebitongole byayo okwonera ku byokwerinda okusobola okumalawo okumalawo obutemu ku bantu abatalina musango. Ssabalabirizi okukola okusaba kuno, abadde atuusa bubaka bwe obwamazukira mu maka ge Namirembe. Wano asabye abakulisitaayo, okwewala ebikolwa byonna ebikyamu […]

Abe Mukono bawakanyizza okuziya Kampala

Ivan Ssenabulya

March 29th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ssentebe wa district ye Mukono Andrew Ssenmyonga awakanyizza ekyokugaziya Kampala, okutwalizaamu ekimu ku kitundu kya Mukono. Ssenyonga ategezza nti ekikolwa kino kyabujoozi ngategezeza nti kino kigenda kukosa ebitundu byabwe, songa kyewunyisa okuba nti balekebwa bbali ngabakulembeze. Ategezezza nti kyandibadde, kutukirira bitundi bino, […]

Essomero ligaddwa lwa byokoola

Ivan Ssenabulya

March 29th, 2018

No comments

Bya Opio Sam Caleb Abatwala ebyenjigiriza mu district ye Kamuli bagadde essomero lya Nakakabala P/S oluvanyuma lwemizimu okutemba abayizi 32, nga bonna bawala. Omulondoozi wamsomero e Kamuli Muzaham Chuka ategezeza nti abayizi baliyinyiddwako ebyokoola, nga balumba abazadde nabasomesa okubakuba amayinja nokwogera mu nnimi, kati okumala […]

Banna-diini bagala ekya’babundabunda kigonjoolwe

Ivan Ssenabulya

March 29th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Bannadiniini mu kibiina Uganda Joint Christian Council basabye gavumenti nabalala abakwatibwako okugonjoola ekizubu kyababundabunda abesogga Uganda buli lunnaku olukya. Bino webijidde ngabanoonyi bobubudamu okuva mu gwnaga lya Democratic Republic ya Congo, bakyeyongera okuyingira kuno. Bwabadde atuusa obubaka bwe obwa Easter, ssentebbe wekibiina […]

Leero lwerwokuna olutukuvu

Ivan Ssenabulya

March 29th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Buli Muntu eyesamba omusalaba, yewala kuzukira. Buno bwebubaka bwomulangira wa Kkerezia, omutukirivu Paapa Francis eri obukadde bwabantu mu nsi yonna, ku lunnaku luno Olwokuna mu wiiki entukuvu. Paapa agamba ntu Yesu yakyusa ebibi byaffe, natusonyiwa era nakyusa okutya kwaffe nebufuuka obwesige gyali, […]

Abakulu mu Buganda balemereddwa okusisinkana akakiiko

Ivan Ssenabulya

March 28th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Obwakabaka bwa Buganda butaddewo olwanga 5th April, nga gwe mwezi ogujja okusisinkana akakiiko kaba minister akatekebwawo omukulembeze we gwanga, akatunula mu ndagaano ya 2013 eyakolebwa wakati wa gavumenti nobwakabaka. Okusinziira ku mwogezi wobwakabaka bwa Buganda, Owek. n Noah Kiyimba, babadde batekeddwa okusisinkana […]

District yegaanye okutunda etterekero lye ddagala

Ivan Ssenabulya

March 28th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Aba district ye Mukono basambazze ebigambibwa nti batunda store ye ddagala. Mukono erina etterekero lye ddagala mu masekati gekibuga Mukono, abamu kyebabadde balumiriza nti waliwo ekkobaana eryakolebwa okulitunda. Spiika wa district ye Mukono Emmanuel Mbonye wabula agambye nti council yatuula omwaka oguwedde […]