Amawulire

Akakiiko ketaaga obukadde 850 mu kulonda kwe Rukungiri

Ivan Ssenabulya

April 5th, 2018

No comments

Bya Ritaha Kemigisa Akakiiko kebyokulonda kakusasanya obukadde 850 mu kulonda okwokuddibwamu, okwomubaka omukyala owa district ye Rukunguri okusubirwa nga 31st May. Kino kibikuddwa akulira ebyemirimu mu kakaiiko, Leonard Mwekwah bwabadde ayogera ne banwmulire. Mwekwah ategezeza nti bafunye ezimu ku nsimbi zino, wabulanga talaze miwendo mmeka […]

Buikwe ne Nakasongola bebakulembera mu kusadaaka abaana

Ivan Ssenabulya

April 5th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses Ebibiina byobwonakyewa bisabye gavumenti, okuvaayo ne tteeka erinayamba okulwanyisa ekisadaaka baana mu gwanga. Akulira ebyemirimu mu kitongole kya world vision Tinah Mukunda ategezeza nti ngebitongole ebyanajwulo, ebitakabanira eddembe lyabaana, balambise districts omusinga okubaamu ekisadaaka bantu, wabula abaana bebasinga okukosebwa. Muno mulimu Buikwe, […]

Abaaliko bamusayimuto ba DP bazeemu okwegatta.

Ivan Ssenabulya

April 5th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya. Banabyabufuzi abaali mu kibiina ky’abanna DP bamusaayi muto aba UYD nate beekozeemu ekibiina ekigenda  okubagatta. Bwabadde eyogerako nebanamawulire  kumukolo ogw’okugatta bano,  omubaka we Butambala Muhamad Muwanga Kivumbi agambye nti okugatta abavuganya gavumenti  bonna kyekigenda okumegga NRM. Ono ategeezeza nti bonna abaaliko banna- […]

Okulonda kw’omubaka anakikirira Rukungiri kwakubawo mu gwakutaano.

Ivan Ssenabulya

April 5th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Akakiiko akakola ku by’okulonda katadewo olwa nga May 31st nga olunaku abantu be Rukungiri kwebagenda okulondera omubaka waabwe omukyala anabakiikirira mu parliament. Bwabadde ayogerako ne banamawulire,amyuka ssentebe w’akakiiko kano Hajjat Aisha Lubega agambye nti baalonze olunaku luno nga bakwataganira dala neteeka erigamba […]

Waliwo omutuuze awambiddwa e Namutumba.

Ivan Ssenabulya

April 5th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda. E Namutumba  police ebakanye n’omulimo ogw’okuyigga abantu abagmbibwa okuwamba omutuuze ku kyalo Bugobi  mu gombolola ye  Bulange Ayogerera police ya Busoga East nga ono ye  James Mubi  agamba nti omuwambe ategerekese nga Simon Mulondo ow’emyaka  33. Ono agamba nti abawambi bano babade […]

Mu WestNile abanyazi b’ebisolo okuva mu Sudan batwalidwa ntyagi.

Ivan Ssenabulya

April 5th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Police   n’amamgye aga  UPDF  mu west Nile baliko abanyazi ababade bavudde mu gwanga lya  south Sudan bebatutte entyagi nga bano babade bagezaako okwesogga uganda nga bayita mu kitundu kye Metu ane Dufele . Twogedeko n’ayogerera police yeeno  Josephine Angucia, n’agamba nti bano […]

Engeri y’okukendeeza obungi bw’abaantu mu uganda yeetaga kukyusa.

Ivan Ssenabulya

April 5th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe. Omumyuka wa sipiika wa  palamenti  Jacob Oulanya asabye nti waberewo enkyukyuka ezikolebwa  mu ngeri government gy’ekwatamu ensonga  y’okukendeeza  obungi bw’abantu Bwabadde atongoze ebikujuko ebinakulembera olunaku lw’obungi bwabantu wano mu kampala, sipiika  Oulanya  agambye nti omulaka tegugwana kubeera kungeri yakukendeeze misinde abantu kwebazaalira, […]

KCCA Eyimirizza okumenya ebizimbe

Ivan Ssenabulya

April 4th, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba Olukiiko oludukanya ekibuga ekikulu olwa KCCA lusazeewo okuyimiriza okumenya ebizimbe ebitali ku plan mu Kampala, okutuusa ngokunonyereza kukoleddwa. Okusalawo kukoleddwa mu lukiiko lwaba-kansala olutudde olwaleero, nga wano  kansala we Rubaga Abubaker Kawalya wasinzidde nagamba nti engeri kino gyekikolebwamu eriko akabuuza, nga kigwana […]

Aba MUBS bajemedde Makerere

Ivan Ssenabulya

April 4th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Ettendekero lya Makerere University Business School lijemedde ekiragiro kyabakama baabwe abe Makerere okulinyisa ebisale, okutuuka ku bukadde Shs 5 ku pulogram okutandika ne 2018/19. Omwezi oguwedde olukiiko olwa Makerere University Council olutwala amatendekero gano, lwalagidde aba MUBS okuddamu okwekenenya ebisale, obutasukka obukadde […]

Ebya Kadaga-Namuganza bigwana mu kibiina

Ivan Ssenabulya

April 4th, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba Eyali omubaka wa palamenti owa minisipaali eye Soroti Captain Mike Mukula asabye akakiiko ka palamenti, akakwasisa empisa, ebyokunonyereza ku nkayana wakati wa spiika Rebecca Kadaga ne minister webye ttaka Persis Namuganza, babimme amazzi, wabula babisindike mu bukulembeze bwekibiina kya NRM. Bwabadde alabiseeko […]