Amawulire

Ekisoro abantu bana bakwatidwa ku byokutta omuntu.

Ivan Ssenabulya

April 4th, 2018

No comments

Bya samuel Ssebuliba   Elli Matte ayogerera Police ye Kigezi. Police e Kisoro  ekutte abantu 4 nga bano bateberezebwa okubaako kyebamanyi kukuttibwa kw’omukazi ow’e myaka 25. Eyatibwa  etegerekese nga Malideniyo Santurina  omutuuze we Bugomora  mu  Kisoro district Okunonyereza okusooka kulaze nga omukyala  ono bwaludde nga […]

Abalunzi beetaga kutendekebwa mungeri yaabuwaze.

Ivan Ssenabulya

April 4th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses. E kibiina ekitaba abasawo abakola ku by’ebisolo ekya Uganda Veterinary Association kisabye government okuteekawo okutendeke okw’obuweze eri buli mulunzi mu uganda , kibayambe okwongera ku by’ebakola. Twogedeko ne president waabano  n’agamba nti bano beetaga okutendekebwa waakiri okumala emyezi nga 3 , olwo […]

Abavuganya government baanukudde minister Nadduli ku by’okutta abantu.

Ivan Ssenabulya

April 4th, 2018

No comments

Bya Ben jumbe. Abavuganya government basekeredde minister akola guno naguli  AlHajji Abdul Nadduli, nga ono balunze kubawaayira nga bwebakulembedemu ebikolwa ebyokuwamba kko n’okutta government. Olunaku olw’eggulo omukulu ono bweyabadde ayogerako ne banamawulire yagambye nti abavuganya govenment bebateeka ensimbi mu kabinja akeeyita aka Popular Striking Force […]

Omubaka wa Cuba agobeddwa

Ivan Ssenabulya

April 3rd, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Gavumenti ye gwanga lya Zambia ewadde omubaka we gwanga lya Cuba ambassador Nelson Pages Vilas ennaku 7, okwamuka egwanga lyabwe. Vilas yanyizizza gavumenti bweyetabye mu kutongoza ekibiina kyebyobufuzi ekya Socialist Party, ekikulemberwa Fred M’membe, eyali munamwulire neyesogga ebyobufuzi. Ono yakubiddwa ebifananyi nga […]

Aboludda oluvuganya gavumenti bebawamba nokutta abantu

Ivan Ssenabulya

April 3rd, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Aboludda olvuganya gavumenti bebali emabega we ttemu mu kibuga nokuwamba abantu. Minister atalina mulimu gwa nakalalira Alhajji Abdul Nadduli yalumirizza bwati, nti waliwo abe bweru abatekamu ensimbi era bebakolagana nabo, okunafuya gavumenti. Bwabadde ayogera ne banwmulire mu Kampala, Nadduli agambye nti waliwo […]

DP Ekungubagidde omugenzi Mandela

Ivan Ssenabulya

April 3rd, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ekibiina kya DP kikungubagidde Winnie Madikizela-Mandela, eyafudde olunnaku lwe ggulo ku myaka 81. Bwabadde ayogera ne banamwulire mu Kampala Kenneth Paul Kakande ayogedde ku mugenzi ngomulwanirizi we ddembe kayingo, eyawakanya obusosoze ne bbaawe, omukulembeze we gwanga lya South Africa, omuddugavu eyasooka Nelson […]

Aba DP bagala tteeka kuba Crime Preventers

Ivan Ssenabulya

April 3rd, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abantu abenjawulo bavuddemu omwasi, oluvanyuma lwomukulembeze we gwanga okulangirirra entekateeka okutongoza abziyiza ku bumenyi bwamataeeka ba crime preventers ngegye ezibizi, nga baliw wansi wa UPDF. Kati abekibiina kya Democratic Party, bawabudde nti wetagisaawo etteeka okulungamya okuberawo kwa bano, nemirimu gyabwe. Akulira ebyamawulire […]

Abantu 20 bebafudde ku Easter

Ivan Ssenabulya

April 3rd, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Poliisi etegezeza nti abantu 20 bebafudde mu bikujjuko bye nnaku enkulu eza Easter. Bwabadde ayogera ne banamawulire ku CPS mu Kampala, omumyuka womwogezi wa poliisi mu gwanga Patrick Onyango ategezeza nti abantu 8 batemuddwa, ngabasirikale ba poliisi 4 bafiridde mu kabenje e […]

Nadduli atabukidde Kamya

Ivan Ssenabulya

April 3rd, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Minister owa guno na guli Alhajji Abdul Nadduli  atabukidde munne, minister owa kampala Betty Kamya akola ku nsonga za Kampala, nga agamba nti ono eby’okugaziya Kampala agwana ebyesonyiwe tajja kubisobola. Ono waviirideyo nga Betty Kamya yakaladde nagamba nti kampala ayagala agaziwe okutuukira […]

E gomba omusamizze attidwa mu bukambwe.

Ivan Ssenabulya

April 3rd, 2018

No comments

Bya Mbogo Sadat. Abatuuze ku kyalo Nsambwe mu ggombolola y’e Kyegonza mu district ey’e Gomba baguddemu entiisa bwebasanze omulambo gw’omusawo w’ekinnansi nga yattiddwa mu ntiisa. Ssessaazi John, 43, yattiddwa mu kiro ekikeesezza olwaleero era omulambo negusuulibwa ku duuka ly’omusuubuzi e Nsambwe ategeerekese nga ye Kirumira […]