Amawulire

Eyali yatoloka mu kooti e masaka attidwa

Ivan Ssenabulya

April 10th, 2018

No comments

Bya Getrude Mutyaba. E kalungu abatuuze bakedde kukaawa ,okukakana nga bakide omu kubasibe abaatoloka  mu kaduukulu ka kooti e masaka nebamutta. Attidwa ye Muhammad Galiwango nga ono abadde nemunne Musa-Kidawalime. Bano okutibwa babade bagezaako okumenya enju yomutuuze ku  kyalo mukoko, wabula abatuuze bwebakubye enduulu, nebatandika […]

Pulezidenti ayimiriza eby’okusaba ebikwata ku akawunta z’abantu.

Ivan Ssenabulya

April 10th, 2018

No comments

Bya Yasiin Mugerwa. Omukulembeze we gwanga Kaguta Museveni alagidde ekitongole ekiwooza okwesonyiwa kaweefube gw’ekibaddeko ow’okulagira banka okubawa ebikwata ku akawunti  z’abantu bonna abatereka ensimbi mu banka zino okuviira dala mu 2016. Amawulire agasomoddwa okuva mu lukiiko lwaba Minister, President okutaama kyadiridde minister w’ebyensimbi Matia Kasaija […]

Omuliro gusanyizaawo amayumba 200

Ivan Ssenabulya

April 9th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe ne Gertrude Mutyaba Efifananyi: Kijiddwa mu bikadde Abantu abali mu 500 basigadde tebalina wa kwegeka luba ku mwalo gwe Nkese mu district ye Kalangala, oluvanyuma lwomuliro okusanyawo ebyabwe. Omwalo guno gusangibwa mu gombolola Bubeke e Kalangala. Bwabadde ayogerako naffe atwala ekitebbe kya […]

Omukazi asse bbaawe lwa mmere

Ivan Ssenabulya

April 9th, 2018

No comments

Bya JULIUS OCUNGI Omukazi owemyaka 19 akwatiddwa poliiisi mu district ye Omoro oluvanyuma lwokufumita bbaawe, ekisso mu luyombo olwavudde ku mmere. Entiisa eno ebadde ku kyalo Kati Kati mu gombolola ye Alokolum. Omugenzi ye James Opiyo owemyaka 32 ngomukazi ye Suzan Laker owe 19. Omwogezi wa […]

Abatuuze balumbye poliisi, bajinenya kutta omusibe

Ivan Ssenabulya

April 9th, 2018

No comments

Bya Sadat Mbogo Wabaddewo ensasagge mu bizinga by’e Kkoome mu district ey’e Mukono abatuuze mu kitundu ekyo bwebalumbye police y’e Nsazi nebajoonona, oluvannyuma lw’abasirikale ba police eno babiri okukuba abadde ateeberezebwa okubeera omubbi nebamautta. Kigambibwa nti akawungeezi akayise omusirikale Innocent Token ne crime preventer Andrew […]

Eyasadaaka omuntu bamusibye mayisa

Ivan Ssenabulya

April 9th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya mulamuzi wa kkooti enkulu e Mukono Margret Mutonyi aliko omuvuvuka gwasibye amayisa bwakirizza omusango gw’okusadaka omuntu. Hassan Isiiko ow’emyaka 32 nga mutuuze we Bulyankuyege mu gombolola ye Buyoba mu district ye Kayunga akirizza nti yasaddaaka omugenzi Yakobo Kayizzi eyali atem era mu […]

Abalamuzi balabudde ku byobufuzi

Ivan Ssenabulya

April 9th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe ne Ruth Anderah Abalamuzi abawulirirza omusango oguwakanya ekyokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga abatudde ku kooti enkulu e Mbale balabudde abawaaba, bakomye okutobeka ebyobufuzi mu musango guno. Bwabadde ayogerera mu lutuula lwa kooti olusoose, omumyuka wa ssbalamuzi Alfonse Owiny Dolo agambye […]

Kooti ya Ssemateeka tenasalawo ku ky’okukunya sipiika wa palamenti..

Ivan Ssenabulya

April 9th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Kooti etaputa ssemateeka mu Kaseera kano etudde e Mbale egibye okwemulugunya kw’abantu bana, kwabo omwenda abaali bagenza mu kooti eno nga bemulugunya ku kyokujja ekomo ku myaka gyomukulemebeze we gwanga. Kinajjukirwa nti abantu mwenda  bebaali batuteyo okwemulugunya kwabwe, wabula kubano  4 okwemulugunya […]

E jinja e mundu ezuulidwa mu kabuyonjo.

Ivan Ssenabulya

April 9th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda. Police e Jinja  eriko emundu ekika kya AK47  gyezudde okuva mu kaabuyonjo, nga eno ebadde etutte ebanga nga ekwekeddwa mu kifo kino. Twogedeko n’adumira Police ye Kiira Onesmus Mwesigwa n’agamba nti emundu eno esangiddwa ku kyalo  Edogolo  mu gombolola ye Mafubira. Ono […]

E Hoima banamwandu baagala kuliyirirwa olw’okusengulwa.

Ivan Ssenabulya

April 9th, 2018

No comments

Bya Kyeyune Moses. Waliwo abakyala abavudde mu kitundu kye Hoima ewasimwa nate  abazeemu okuteeka govumenti  kuninga nga basaba ekola ku nsonga z’okubasasula nga bulyali  naddala abo abaasengula. Bano okusinga nga bakyala banamawandu badukidde eri ekibiina ekitaba ababaka abakyala, nga baagala bayambibwe mu bunambiro. Bano mukujja […]