Amawulire

Ba ssedduvutto bagwana kusibwa mayisa

Ivan Ssenabulya

April 16th, 2018

No comments

Bya Sadat Mbogo Banakyewa mu district y’e Mpigi, aba Para social workers association bagala ebibonerezo ebiweebwa agasajja ga ssedduvutto n’abakwata abakazi bikyusibwe, abantu nga bano batandike kusibwa mayisa. Ng’awayaamu naffe, omukwanaganya w’emirimu gy’ekibiina kino, Ssalongo Henry Paul Kinaalwa ategeezezza ngebikolwa bino bwebisusse e Mpigi nga […]

Gavumenti terina nsimbi kugulira bawala Pads

Ivan Ssenabulya

April 16th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda Minister owensonga zobwa presidenti Esther Mbayo asabye abazadde okugulira abaana baabwe ebisabika, nga bali mu nsonga zekikyala mu kiffo kyokukabirira gavumenti olutaggwa. Mbayo yabadde ku mukolo ogwokwebaza olwabayizi ba S 4 ne 6 ku ssomero lya  Wanyange Girls secondary school mu district […]

Ekyo’kuleeta ababundabunda okuva mu Yisirayiri kyaniriziddwa

Ivan Ssenabulya

April 16th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Entekateeka ya gavumenti okwaniriza ababundabunda abali mu 500 abagobeddwa okuva mu gwanga lya Israel kyaniriziddwa abatunulizi mu nsonga zenkolagana namawanga. Bweyabadde ayogera ne banamwulire ku media centre wiiki ewedde, minister omubeezi owebibamba nebigwa tebiraze Musa Ecweru yakaksizza nti Isreal yabasabye okubayamba ku […]

Abalaalo batandise kwekweka

Ivan Ssenabulya

April 16th, 2018

No comments

Olwokutya okubagobaganya aba-Balaalo batanudde okwekweka mu district ye Lamwo nensolo zaabwe. Kino kikaksiddwa ssentebbe wa LC 3 owe gombolola ye Palabek Ogili, Christopher Omal. Ategezeza nti abansinga kati bekweka mu muluka gwe Padwat mu gombolola eno. Omqwezi oguwedde amagye ge gwanga aga UPDF gatandise ebikwekweto […]

Abayizi e Makerere bakwekalakaasa

Ivan Ssenabulya

April 16th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Abayizi ku ttendekero e Makerere University balangiridde akegugungo, nga babanja ensonga zaabwe ezibakosa zikolebweko mu bwangu. Bwabadde ayogerako naffe president wabayizi ku ttendekero Papa Were Salim agambye nti kino kyakanyiziddwako, abakuembeze babayizi nga April 14th. Were ensonga ezimu abayzii zebemuugunyako agambye nti […]

Omutanda akubye akaama obukiiko bwe’byalo buzibwewo

Ivan Ssenabulya

April 13th, 2018

No comments

Bya Gertrude Mutyaba Olwaleero obuganda bwegasse awamu okujaguza amazalaibwa ge Empologoma ya Buganda, Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi 11, age 63. Emikolo gino gikwatiddwa mu ssaza lya Beene erye Buddu e Vila Maria. Omukolo gwetabiddwako namungi wo’muntu nabakungu mu bwakabaka bwa Buganda nemu gavumenti eya […]

Joshua Cheptegei akoze ebyafaayo

Ivan Ssenabulya

April 13th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Munn-Uganda Joshua Cheptegei akaoze ebyafaayo bwawangudde omudaali gwa zzaabu omulala mu mpaka za Common Wealth mu misinde egya meter 10,000 ezibumbujjira mu gwanga lya Australia. Ono ye muna-Uganda asoose okukola kino. Obuwanguzi bwe webujidde nga wakayita ennaku 5 bweyawangula mu misnde meter […]

Ssabasajja Kabaka asiimiddwa olw’okukolera enyo Obuganda.

Ivan Ssenabulya

April 13th, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba. Wetwogerera nga emikolo egy’amazalibwa ga ssabasajja kabaka gigenda mu maaso wali e Masaka, era nga akadde konna omutanda wakwogerako eri  obuganda. Bwabadde ayimba ekitambiro kya misa ku mukolo guno, omusumba w’esaza  lye Masaka John Baptist Kaggwa  agambye nti Ssabasajja kabaka okuva lweyatuula […]

Abaakwata omusibe eyatoloka mu kooti e Masaka bawereddwa obukadde 10.

Ivan Ssenabulya

April 13th, 2018

No comments

Bya Getrude Mutyaba.   Poliisi mu greater Masaka ekwasizza abasirikale saako n’abatuuze b’eMukoko mu gombolola y’eBukulula mu district ye Kalungu ensimbi obukadde ekkumi ezaasuubizibwa Ssenkulu w’amakomera singa banaakwata abasibe babiri okuli Muhammad Kiddawalime ne Musa Galiwango abaatoloka mu kadukulu ka kooti Omuduumizi wa poliisi mu […]

E kenya abantu abalina etaka eritakozesebwa bakuliweera omusolo.

Ivan Ssenabulya

April 13th, 2018

No comments

  Mu Kenya  government ereese enkola ey’okusolooza omusolo ku taka lyonna eritakozesebwa okutandika n’omwaka ogujja. Minister akola ku by’etaka mu gwanga lino Farida Karoney agamba nti kino kikoleddwa okusobozesa buli muntu mugwanga lino okubaako kyazza eri egwanga nadala  abo abakinaetaka okujude ensiiko. Bino bigidde mukadde […]